LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 28
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Dawudi by’ayogera ku kuzimba yeekaalu (1-8)

      • Sulemaani aweebwa obulagirizi; pulaani ya yeekaalu eweebwa (9-21)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:1

Marginal References

  • +1By 27:1
  • +Kuv 18:25
  • +1By 3:1-9; 27:25, 29
  • +1By 11:10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:2

Marginal References

  • +Zb 132:3-5
  • +1By 22:2-4

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:3

Marginal References

  • +1By 17:4
  • +1By 22:7, 8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:4

Marginal References

  • +1Sa 16:1, 13; 2Sa 7:8; Zb 89:20
  • +Lub 49:10; 1By 5:2; Zb 60:7
  • +Lus 4:22
  • +1Sa 13:14; 16:11, 12

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:5

Marginal References

  • +1By 3:1-9
  • +1By 22:9
  • +1By 17:14; 2By 1:8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:6

Marginal References

  • +2Sa 7:13, 14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:7

Marginal References

  • +1By 17:13, 14; Zb 72:8
  • +Ma 12:1; 1Sk 6:12

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:8

Marginal References

  • +Ma 6:3

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:9

Marginal References

  • +Ma 10:12
  • +1Sa 16:7; 1By 29:17; Nge 17:3; Kub 2:23
  • +Ma 31:21; Zb 139:2
  • +Mat 7:7; Beb 11:6; Yak 4:8
  • +Ma 31:17; 2By 15:2; Beb 10:38

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 58

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2015, lup. 14

    10/15/2008, lup. 7

    3/1/2005, lup. 19

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 242

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:11

Marginal References

  • +Beb 8:5
  • +2By 3:4
  • +Lev 16:2; 1Sk 6:19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:12

Footnotes

  • *

    Oba, “ebyaweebwayo.”

Marginal References

  • +1Sk 6:36; 7:12
  • +1By 9:26; 26:20

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:13

Marginal References

  • +1By 24:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:15

Marginal References

  • +2By 4:7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:16

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, emigaati egy’okulaga.

Marginal References

  • +2By 4:8, 19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:17

Marginal References

  • +1Sk 7:48, 50

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:18

Marginal References

  • +1Sk 7:48
  • +Zb 18:10
  • +Kuv 25:20; 1Sa 4:4; 1Sk 6:23

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:19

Marginal References

  • +1By 28:11
  • +Kuv 25:9, 40

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:20

Marginal References

  • +Ma 31:6; Yos 1:6, 9; Bar 8:31
  • +Yos 1:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2017, lup. 28-29, 32

1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:21

Marginal References

  • +1By 24:1
  • +1By 24:20
  • +Kuv 36:1, 2
  • +1By 22:17; 28:1

General

1 Byom. 28:11By 27:1
1 Byom. 28:1Kuv 18:25
1 Byom. 28:11By 3:1-9; 27:25, 29
1 Byom. 28:11By 11:10
1 Byom. 28:2Zb 132:3-5
1 Byom. 28:21By 22:2-4
1 Byom. 28:31By 17:4
1 Byom. 28:31By 22:7, 8
1 Byom. 28:41Sa 16:1, 13; 2Sa 7:8; Zb 89:20
1 Byom. 28:4Lub 49:10; 1By 5:2; Zb 60:7
1 Byom. 28:4Lus 4:22
1 Byom. 28:41Sa 13:14; 16:11, 12
1 Byom. 28:51By 3:1-9
1 Byom. 28:51By 22:9
1 Byom. 28:51By 17:14; 2By 1:8
1 Byom. 28:62Sa 7:13, 14
1 Byom. 28:71By 17:13, 14; Zb 72:8
1 Byom. 28:7Ma 12:1; 1Sk 6:12
1 Byom. 28:8Ma 6:3
1 Byom. 28:9Ma 10:12
1 Byom. 28:91Sa 16:7; 1By 29:17; Nge 17:3; Kub 2:23
1 Byom. 28:9Ma 31:21; Zb 139:2
1 Byom. 28:9Mat 7:7; Beb 11:6; Yak 4:8
1 Byom. 28:9Ma 31:17; 2By 15:2; Beb 10:38
1 Byom. 28:11Beb 8:5
1 Byom. 28:112By 3:4
1 Byom. 28:11Lev 16:2; 1Sk 6:19
1 Byom. 28:121Sk 6:36; 7:12
1 Byom. 28:121By 9:26; 26:20
1 Byom. 28:131By 24:1
1 Byom. 28:152By 4:7
1 Byom. 28:162By 4:8, 19
1 Byom. 28:171Sk 7:48, 50
1 Byom. 28:181Sk 7:48
1 Byom. 28:18Zb 18:10
1 Byom. 28:18Kuv 25:20; 1Sa 4:4; 1Sk 6:23
1 Byom. 28:191By 28:11
1 Byom. 28:19Kuv 25:9, 40
1 Byom. 28:20Ma 31:6; Yos 1:6, 9; Bar 8:31
1 Byom. 28:20Yos 1:5
1 Byom. 28:211By 24:1
1 Byom. 28:211By 24:20
1 Byom. 28:21Kuv 36:1, 2
1 Byom. 28:211By 22:17; 28:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 28:1-21

1 Ebyomumirembe Ekisooka

28 Awo Dawudi n’akuŋŋaanyiza e Yerusaalemi abaami bonna aba Isirayiri: abakulu b’ebika, abakulu b’ebibinja+ by’abo abaweereza kabaka, abakulira enkumi n’abakulira ebikumi,+ abalabirira ebintu bya kabaka byonna n’eby’abaana be n’ebisolo byabwe,+ abakungu b’omu lubiri n’abasajja bonna ab’amaanyi era abalina obusobozi.+ 2 Kabaka Dawudi n’ayimirira n’agamba nti:

“Mumpulirize baganda bange era abantu bange. Omutima gwange gwali gwagala okuzimba ennyumba essanduuko y’endagaano ya Yakuwa mw’eneebeeranga, era eneebeera entebe y’ebigere bya Katonda waffe,+ era nnakola enteekateeka okuzimba.+ 3 Naye Katonda ow’amazima yaŋŋamba nti, ‘Tojja kuzimbira linnya lyange+ nnyumba, kubanga oli musajja wa ntalo era oyiye omusaayi.’+ 4 Kyokka Yakuwa Katonda wa Isirayiri yalonda nze mu nnyumba ya kitange yonna okuba kabaka wa Isirayiri emirembe gyonna;+ kubanga Yuda gwe yalonda okuba omukulembeze,+ era mu nnyumba ya Yuda yalondamu nnyumba ya kitange,+ ne mu baana ba kitange nze gwe yasiima okufuula kabaka wa Isirayiri yonna;+ 5 era mu baana bange bonna—kubanga Yakuwa ampadde abaana bangi+—yalondamu Sulemaani+ omwana wange okutuula ku ntebe y’obwakabaka bwa Yakuwa okufuga Isirayiri.+

6 “Ate era yaŋŋamba nti, ‘Sulemaani mutabani wo y’ajja okuzimba ennyumba yange n’empya zange; kubanga mmulonze okuba omwana wange era nange nja kubeera kitaawe.+ 7 Nja kunyweza obwakabaka bwe emirembe gyonna+ bw’anaaba omumalirivu okukwata ebiragiro byange n’amateeka gange+ nga bw’akola kaakano.’ 8 Kale, kino kye njogera mu maaso ga Isirayiri yonna, ekibiina kya Yakuwa, era nga ne Katonda waffe awulira: Mufubenga okukwata ebiragiro bya Yakuwa Katonda wammwe byonna era mubinoonyenga, musobole okusigala mu nsi eno ennungi+ era mugirekere n’abaana bammwe abaliddawo, ng’eky’obusika emirembe gyonna.

9 “Naawe Sulemaani mwana wange, manya Katonda wa kitaawo omuweereze n’omutima gwo gwonna+ era ng’oli musanyufu; kubanga Yakuwa akebera emitima gyonna+ era ategeera ebirowoozo n’ebigendererwa byonna.+ Bw’onoomunoonya ajja kukkiriza omuzuule;+ naye bw’onoomuvaako ajja kukuleka emirembe gyonna.+ 10 Laba, Yakuwa alonze ggwe okuzimba ennyumba eneeba ekifo ekitukuvu. Beera muvumu era kola omulimu.”

11 Awo Dawudi n’awa Sulemaani mutabani we pulaani+ y’ekisasi kya yeekaalu+ n’ey’ebisenge byayo n’amaterekero gaayo n’ebisenge byayo ebya waggulu n’eby’omunda n’ennyumba ey’okutangiririramu ebibi.+ 12 Yamuwa pulaani ya buli kintu omwoyo gwa Katonda kye gwamubikkulira, ey’empya+ z’ennyumba ya Yakuwa, n’ey’ebisenge byonna omuliirwa ebigyetoolodde, n’ey’amawanika g’omu nnyumba ya Katonda ow’amazima, n’ey’amawanika g’ebintu ebyatukuzibwa.*+ 13 Era yamuwa obulagirizi obukwata ku bibinja bya bakabona+ n’Abaleevi ne ku mirimu gyonna egy’obuweereza bw’omu nnyumba ya Yakuwa, era n’obulagirizi obukwata ku bintu byonna ebikozesebwa mu buweereza bw’omu nnyumba ya Yakuwa; 14 era yamuwa obuzito bwa zzaabu, zzaabu ow’ebintu byonna ebikozesebwa mu mirimu egy’enjawulo, n’obuzito bw’ebintu byonna ebya ffeeza, n’obw’ebintu byonna ebikozesebwa mu mirimu egy’enjawulo; 15 n’obuzito bw’ebikondo by’ettaala ebya zzaabu+ n’ettaala zaakwo eza zzaabu, n’obuzito bw’ebikondo by’ettaala eby’enjawulo n’ettaala zaakwo, n’obw’ebikondo by’ettaala ebya ffeeza, obuzito bwa buli kikondo ky’ettaala n’ettaala zaakwo okusinziira ku ngeri gye kikozesebwamu; 16 era yamuwa n’obuzito bwa zzaabu ow’emmeeza ez’emigaati egipangibwa,*+ obwa buli mmeeza, ne ffeeza ow’emmeeza eza ffeeza, 17 n’obuzito bw’amakabi, n’ebbakuli, n’ensumbi eza zzaabu omulongoofu, n’obuzito obw’obubakuli obwa zzaabu,+ obwa buli kabakuli, n’obuzito bw’obubakuli obwa ffeeza, obwa buli kabakuli. 18 Era yamuwa n’obuzito bwa zzaabu alongooseddwa ow’ekyoto eky’okwotererezaako obubaani,+ n’ow’ekyo ekikiikirira eggaali,+ kwe kugamba, bakerubi+ aba zzaabu abanjuluzza ebiwaawaatiro byabwe ne basiikiriza essanduuko y’endagaano ya Yakuwa. 19 Dawudi yagamba nti: “Yakuwa yampa amagezi ne ntegeera engeri y’okukolamu byonna ebiri mu pulaani,+ bye nnawandiika nga y’ampa obulagirizi.”+

20 Awo Dawudi n’agamba Sulemaani mutabani we nti: “Beera muvumu era beera wa maanyi okole omulimu. Totya era totekemuka kubanga Yakuwa Katonda, Katonda wange, ali naawe.+ Tajja kukwabulira era tajja kukulekerera;+ naye ajja kuba naawe okutuusa ng’omulimu gwonna ogw’okuzimba ennyumba ya Yakuwa guwedde. 21 Era waliwo ebibinja bya bakabona+ n’eby’Abaleevi+ abajja okukola emirimu gyonna egy’ennyumba ya Katonda ow’amazima. Olina abakozi abakugu abeetegefu okukola emirimu egya buli ngeri,+ era olina n’abaami+ awamu n’abantu bonna abajja okukola buli kimu ky’onoobagamba.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share