LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ennyiriri z’obuzaale oluvannyuma lw’okuva mu buwambe (1-34)

      • Olunyiriri lwa Sawulo luddibwamu (35-44)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:1

Marginal References

  • +Yer 39:9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:2

Footnotes

  • *

    Oba, “Abanesinimu.” Obut., “abo abaweereddwayo.”

Marginal References

  • +Yos 9:3, 27; Ezr 2:43-54, 70; 8:20; Nek 7:73; 11:3

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:3

Marginal References

  • +Nek 11:4, 5
  • +Nek 11:7-9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:4

Marginal References

  • +Lub 46:12; 1By 2:4

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:6

Marginal References

  • +1By 2:4, 6

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:10

Marginal References

  • +Nek 11:10-14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:11

Footnotes

  • *

    Oba, “wa yeekaalu.”

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:14

Marginal References

  • +Nek 11:15

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:16

Marginal References

  • +1By 2:54; Nek 12:28

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:17

Marginal References

  • +Ezr 2:1, 42; Nek 11:19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:18

Marginal References

  • +Nek 3:29

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:20

Marginal References

  • +Kbl 25:11, 13; Yos 22:30; Bal 20:28
  • +Kuv 6:25; Kbl 3:32

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:21

Marginal References

  • +1By 26:14, 19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:22

Marginal References

  • +1By 9:1
  • +1Sa 9:9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:23

Marginal References

  • +2By 23:16, 19; Nek 12:45

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:24

Marginal References

  • +1By 26:14-16

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:26

Footnotes

  • *

    Obut., “ab’amaanyi.”

  • *

    Oba, “bisenge ebiriirwamu.”

Marginal References

  • +1By 26:20; 28:11, 12; 2By 31:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9-10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9-10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:28

Marginal References

  • +Kbl 1:50

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:29

Marginal References

  • +1Sk 8:4
  • +Lev 2:1; 1By 23:29
  • +Lev 23:12, 13
  • +Kuv 27:20
  • +Lev 2:1, 2
  • +Kuv 25:3, 6

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:31

Marginal References

  • +Lev 2:5, 7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:32

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, emigaati egy’okulaga.

Marginal References

  • +2By 2:4; 13:11
  • +Lev 24:6, 8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:33

Footnotes

  • *

    Oba, “bisenge ebiriirwamu.”

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:35

Marginal References

  • +Yos 21:8, 17

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:39

Marginal References

  • +1Sa 14:50
  • +1Sa 9:1, 2; 11:15
  • +1Sa 14:45; 18:1; 2Sa 1:23
  • +1Sa 14:49
  • +1Sa 31:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2017, lup. 32

1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:40

Marginal References

  • +2Sa 4:4
  • +2Sa 9:12

General

1 Byom. 9:1Yer 39:9
1 Byom. 9:2Yos 9:3, 27; Ezr 2:43-54, 70; 8:20; Nek 7:73; 11:3
1 Byom. 9:3Nek 11:4, 5
1 Byom. 9:3Nek 11:7-9
1 Byom. 9:4Lub 46:12; 1By 2:4
1 Byom. 9:61By 2:4, 6
1 Byom. 9:10Nek 11:10-14
1 Byom. 9:14Nek 11:15
1 Byom. 9:161By 2:54; Nek 12:28
1 Byom. 9:17Ezr 2:1, 42; Nek 11:19
1 Byom. 9:18Nek 3:29
1 Byom. 9:20Kbl 25:11, 13; Yos 22:30; Bal 20:28
1 Byom. 9:20Kuv 6:25; Kbl 3:32
1 Byom. 9:211By 26:14, 19
1 Byom. 9:221By 9:1
1 Byom. 9:221Sa 9:9
1 Byom. 9:232By 23:16, 19; Nek 12:45
1 Byom. 9:241By 26:14-16
1 Byom. 9:261By 26:20; 28:11, 12; 2By 31:12
1 Byom. 9:28Kbl 1:50
1 Byom. 9:291Sk 8:4
1 Byom. 9:29Lev 2:1; 1By 23:29
1 Byom. 9:29Lev 23:12, 13
1 Byom. 9:29Kuv 27:20
1 Byom. 9:29Lev 2:1, 2
1 Byom. 9:29Kuv 25:3, 6
1 Byom. 9:31Lev 2:5, 7
1 Byom. 9:322By 2:4; 13:11
1 Byom. 9:32Lev 24:6, 8
1 Byom. 9:35Yos 21:8, 17
1 Byom. 9:391Sa 14:50
1 Byom. 9:391Sa 9:1, 2; 11:15
1 Byom. 9:391Sa 14:45; 18:1; 2Sa 1:23
1 Byom. 9:391Sa 14:49
1 Byom. 9:391Sa 31:2
1 Byom. 9:402Sa 4:4
1 Byom. 9:402Sa 9:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 9:1-44

1 Ebyomumirembe Ekisooka

9 Abayisirayiri bonna baawandiikibwa okusinziira ku nnyiriri z’obuzaale bwabwe; baawandiikibwa mu Kitabo kya Bakabaka ba Isirayiri. Abantu b’omu Yuda baatwalibwa mu buwaŋŋanguse e Babulooni olw’obutaba beesigwa.+ 2 Abaasooka okukomawo ku butaka mu bibuga byabwe be bano: abamu ku Bayisirayiri, bakabona, Abaleevi, n’abaweereza b’oku yeekaalu.*+ 3 Era abamu ku bazzukulu ba Yuda+ n’aba Benyamini+ n’aba Efulayimu n’aba Manase, bajja ne babeera mu Yerusaalemi: 4 Usayi mutabani wa Ammikudi mutabani wa Omuli mutabani wa Imuli mutabani wa Bani, ow’oku bazzukulu ba Pereezi,+ mutabani wa Yuda. 5 Ku Basiiro, Asaya omubereberye, n’abaana be. 6 Ku baana ba Zeera,+ Yeweri, ne baganda baabwe 690.

7 Ku baana ba Benyamini, Salu mutabani wa Mesulamu mutabani wa Kodaviya mutabani wa Kassenuwa, 8 Ibuneya mutabani wa Yerokamu, Ela mutabani wa Uzzi mutabani wa Mikuli, Mesulamu mutabani wa Sefatiya mutabani wa Leweri mutabani wa Ibuniya. 9 Baganda baabwe okusinziira ku nnyiriri z’obuzaale bwabwe baali 956. Abasajja abo bonna baali bakulu ba nnyumba za bakitaabwe.

10 Ku bakabona waaliwo Yedaya, ne Yekoyalibu, ne Yakini,+ 11 ne Azaliya mutabani wa Kirukiya mutabani wa Mesulamu mutabani wa Zadooki mutabani wa Merayosi mutabani wa Akitubu, omukulu w’ennyumba* ya Katonda ow’amazima, 12 ne Adaya mutabani wa Yerokamu mutabani wa Pasukuli mutabani wa Malukiya, ne Maasayi mutabani wa Adyeri mutabani wa Yazera mutabani wa Mesulamu mutabani wa Mesiremisi mutabani wa Immeri, 13 ne baganda baabwe abakulu b’ennyumba za bakitaabwe, abasajja ab’amaanyi 1,760 abaali basobola okukola emirimu egy’oku nnyumba ya Katonda ow’amazima.

14 Ku Baleevi, waaliwo Semaaya+ mutabani wa Kassubu mutabani wa Azulikamu mutabani wa Kasukabiya, ow’oku bazzukulu ba Merali; 15 ne Bakubakkali, ne Keresi, ne Galali, ne Mattaniya mutabani wa Mikka mutabani wa Zikuli mutabani wa Asafu, 16 ne Obadiya mutabani wa Semaaya mutabani wa Galali mutabani wa Yedusuni, ne Berekiya mutabani wa Asa mutabani wa Erukaana, eyali abeera mu byalo by’Abanetofa.+

17 Abakuumi b’oku miryango+ be bano: Salumu, Akkubu, Talumoni, ne Akimaani; Salumu muganda waabwe ye yali abakulira, 18 n’okutuusa mu kiseera ekyo yabeeranga ku mulyango gwa kabaka ku luuyi olw’ebuvanjuba.+ Abo be baali abakuumi b’oku miryango gy’ensiisira z’Abaleevi. 19 Salumu mutabani wa Koole, mutabani wa Ebiyasaafu, mutabani wa Koola ne baganda be ab’ennyumba ya kitaawe, Abakoola, be baalabiriranga emirimu egy’obuweereza; be baali abakuumi b’oku mulyango gwa weema. Era bakitaabwe be baalabiriranga olusiisira lwa Yakuwa nga bakuuma ku mulyango oguyingira. 20 Fenekaasi+ mutabani wa Eriyazaali+ edda ye yabakuliranga. Yakuwa yali naye. 21 Zekkaliya+ mutabani wa Meseremiya ye yali omukuumi w’oku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu.

22 Abo bonna abaalondebwa okubeera abakuumi b’oku miryango baali 212. Baabeeranga mu byalo byabwe nga bwe baawandiikibwa mu nnyiriri z’obuzaale bwabwe.+ Dawudi ne Samwiri omulabi+ be baabawa obuvunaanyizibwa obwo olw’obwesigwa bwabwe. 23 Bo n’abaana baabwe be baali bavunaanyizibwa ku mulimu gw’okukuuma emiryango gy’ennyumba ya Yakuwa,+ kwe kugamba, ennyumba ya weema. 24 Abakuumi b’oku miryango baabeeranga ku njuyi nnya—ebuvanjuba, ebugwanjuba, ebukiikakkono, n’ebukiikaddyo.+ 25 Buli luvannyuma lwa kiseera baganda baabwe okuva mu byalo byabwe baalinanga okujja baweereze wamu nabo okumala ennaku musanvu. 26 Olw’obwesigwa bwabwe, abakuumi b’oku miryango abakulu* bana, Abaleevi, baaweebwa obuvunaanyizibwa ku bisenge* ne ku mawanika g’omu nnyumba ya Katonda ow’amazima.+ 27 Baasulanga awo mu bifo bye baakuumirangamu okwetooloola ennyumba ya Katonda ow’amazima, kubanga be baakolanga omulimu gw’okukuuma, era be baabeeranga n’ebisumuluzo, nga baggulawo buli ku makya.

28 Abamu ku bo baalinanga obuvunaanyizibwa ku bintu ebyakozesebwanga+ mu buweereza; baabibalanga nga babireese era ne babibala nga babizzaayo. 29 Abamu ku bo baaweebwa obuvunaanyizibwa ku bintu ebyakozesebwanga, era ne ku bintu byonna ebitukuvu ebyakozesebwanga,+ ne ku buwunga obutaliimu mpulunguse,+ ne ku mwenge,+ ne ku mafuta,+ ne ku bubaani obweru,+ ne ku mafuta ga basamu.+ 30 Abamu ku baana ba bakabona be baakolanga amafuta ag’akaloosa aga basamu. 31 Olw’obwesigwa bwe, Mattisiya omu ku Baleevi eyali omwana omubereberye owa Salumu, Omukoola, ye yakwasibwa obuvunaanyizibwa obw’okufumbanga obugaati obubyabyatavu.+ 32 Abamu ku baganda baabwe Abakokasi be baalinanga obuvunaanyizibwa ku migaati egipangibwa,*+ okugiteekateekanga buli ssabbiiti.+

33 Abo be baali abayimbi, abakulu b’ennyumba za bakitaabwe b’Abaleevi. Baabeeranga mu bisenge.* Baggibwako emirimu emirala gyonna, kubanga baalinanga okubeera ku mulimu gwabwe emisana n’ekiro. 34 Abo be baali abakulu b’ennyumba za bakitaabwe b’Abaleevi ng’obuzaale bwabwe bwe bwali. Baali baami era babeeranga mu Yerusaalemi.

35 Yeyeri kitaawe wa Gibiyoni+ yabeeranga mu Gibiyoni, era mukazi we yali ayitibwa Maaka. 36 Omwana we omubereberye yali ayitibwa Abudoni; era bano be baali bamuddirira: Zuuli, Kiisi, Bbaali, Neeri, Nadabu, 37 Gedoli, Akiyo, Zekkaliya, ne Mikuloosi. 38 Mikuloosi yazaala Simyamu. Abo bonna baabeeranga ne baganda baabwe mu Yerusaalemi okumpi ne baganda baabwe abalala. 39 Neeri+ yazaala Kiisi, Kiisi n’azaala Sawulo,+ Sawulo n’azaala Yonasaani+ ne Malukisuwa+ ne Abinadaabu+ ne Esubbaali. 40 Omwana wa Yonasaani yali ayitibwa Meribu-bbaali.+ Meribu-bbaali yazaala Mikka.+ 41 Abaana ba Mikka be bano: Pisoni, Mereki, Taleya, ne Akazi. 42 Akazi yazaala Yala, Yala n’azaala Alemesi ne Azumavesi ne Zimuli, Zimuli n’azaala Moza. 43 Moza yazaala Bineya, Bineya n’azaala Lefaya, Lefaya n’azaala Ereyaasa, Ereyaasa n’azaala Azeri. 44 Azeri yalina abaana mukaaga, era gano ge mannya gaabwe: Azulikamu, Bokeru, Isimayiri, Seyaliya, Obadiya, ne Kanani. Abo be baali abaana ba Azeri.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share