LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaggalatiya 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebikolwa ebyesigamiziddwa ku mateeka oba ku kukkiriza (1-14)

        • Omutuukirivu abeera mulamu lwa kukkiriza (11)

      • Ekisuubizo eri Ibulayimu tekyesigama ku Mateeka (15-18)

        • Kristo, muzzukulu wa Ibulayimu (16)

      • Ensibuko y’Amateeka n’ekigendererwa kyago (19-25)

      • Baana ba Katonda okuyitira mu kukkiriza (26-29)

        • Abo aba Kristo zzadde lya Ibulayimu (29)

Abaggalatiya 3:1

Marginal References

  • +Bag 5:7
  • +1Ko 1:23

Abaggalatiya 3:2

Footnotes

  • *

    Obut., “okutegeera okuva gye muli.”

Marginal References

  • +Bef 1:13

Abaggalatiya 3:3

Footnotes

  • *

    Obut., “lw’okutandikira mu mwoyo.”

  • *

    Obut., “mumalirizibwa mu mubiri.”

Marginal References

  • +Bag 4:9, 10

Abaggalatiya 3:5

Marginal References

  • +1Ko 12:8-10

Abaggalatiya 3:6

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Lub 15:6; Bar 4:3; Yak 2:23

Abaggalatiya 3:7

Marginal References

  • +Bar 4:11, 12

Abaggalatiya 3:8

Marginal References

  • +Lub 12:3; 18:18

Abaggalatiya 3:9

Marginal References

  • +Bar 4:16, 17

Abaggalatiya 3:10

Marginal References

  • +Ma 27:26; Bik 15:10; Yak 2:10

Abaggalatiya 3:11

Marginal References

  • +Bag 2:15, 16
  • +Kab 2:4; Bar 1:17; Beb 10:38

Abaggalatiya 3:12

Marginal References

  • +Lev 18:5; Ma 30:16; Bar 10:5

Abaggalatiya 3:13

Marginal References

  • +1Ko 7:23
  • +Mat 26:27, 28; Beb 9:15
  • +Ma 21:23; Bik 5:30

Indexes

  • Research Guide

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 205

Abaggalatiya 3:14

Marginal References

  • +Bef 2:15, 16
  • +Yow. 2:28

Abaggalatiya 3:16

Footnotes

  • *

    Obut., “n’ezzadde lye.”

  • *

    Obut., “ow’ezzadde lyo.”

Marginal References

  • +Lub 12:1-3, 7; 13:14, 15; 17:7; 22:17, 18; 24:7
  • +Mat 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 5

Abaggalatiya 3:17

Marginal References

  • +Kuv 12:40, 41

Abaggalatiya 3:18

Marginal References

  • +Lub 22:17

Abaggalatiya 3:19

Marginal References

  • +Bar 3:20
  • +Yok 1:29; Bar 10:4
  • +Bik 7:38, 53; Beb 2:2
  • +Kuv 20:19; Ma 5:5; Yok 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 193

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 6

Abaggalatiya 3:23

Marginal References

  • +Bar 10:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2008, lup. 20

    10/1/1992, lup. 18

Abaggalatiya 3:24

Footnotes

  • *

    Oba, “mutwazi.”

Marginal References

  • +Mat 5:17
  • +Bik 13:39; Bar 5:1; 8:33

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 193

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2008, lup. 29

    4/1/2008, lup. 18-21

    4/1/2003, lup. 13

    6/1/2002, lup. 23

    10/1/1992, lup. 18

    2/1/1990, lup. 6

Abaggalatiya 3:25

Footnotes

  • *

    Oba, “mutwazi.”

Marginal References

  • +Bak 2:17
  • +Beb 8:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2003, lup. 13

    10/1/1992, lup. 18

Abaggalatiya 3:26

Marginal References

  • +Bar 8:14
  • +Yok 1:12

Abaggalatiya 3:27

Marginal References

  • +Bar 13:14; Bef 4:24

Abaggalatiya 3:28

Marginal References

  • +Bar 10:12
  • +1Ko 12:13; Bak 3:10, 11
  • +Bik 2:17; 1Pe 3:7
  • +Yok 17:20, 21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 23

Abaggalatiya 3:29

Marginal References

  • +Bar 9:7, 8
  • +Bar 8:17
  • +Lub 22:18

General

Bag. 3:1Bag 5:7
Bag. 3:11Ko 1:23
Bag. 3:2Bef 1:13
Bag. 3:3Bag 4:9, 10
Bag. 3:51Ko 12:8-10
Bag. 3:6Lub 15:6; Bar 4:3; Yak 2:23
Bag. 3:7Bar 4:11, 12
Bag. 3:8Lub 12:3; 18:18
Bag. 3:9Bar 4:16, 17
Bag. 3:10Ma 27:26; Bik 15:10; Yak 2:10
Bag. 3:11Bag 2:15, 16
Bag. 3:11Kab 2:4; Bar 1:17; Beb 10:38
Bag. 3:12Lev 18:5; Ma 30:16; Bar 10:5
Bag. 3:131Ko 7:23
Bag. 3:13Mat 26:27, 28; Beb 9:15
Bag. 3:13Ma 21:23; Bik 5:30
Bag. 3:14Bef 2:15, 16
Bag. 3:14Yow. 2:28
Bag. 3:16Lub 12:1-3, 7; 13:14, 15; 17:7; 22:17, 18; 24:7
Bag. 3:16Mat 1:17
Bag. 3:17Kuv 12:40, 41
Bag. 3:18Lub 22:17
Bag. 3:19Bar 3:20
Bag. 3:19Yok 1:29; Bar 10:4
Bag. 3:19Bik 7:38, 53; Beb 2:2
Bag. 3:19Kuv 20:19; Ma 5:5; Yok 1:17
Bag. 3:23Bar 10:4
Bag. 3:24Mat 5:17
Bag. 3:24Bik 13:39; Bar 5:1; 8:33
Bag. 3:25Bak 2:17
Bag. 3:25Beb 8:6
Bag. 3:26Bar 8:14
Bag. 3:26Yok 1:12
Bag. 3:27Bar 13:14; Bef 4:24
Bag. 3:28Bar 10:12
Bag. 3:281Ko 12:13; Bak 3:10, 11
Bag. 3:28Bik 2:17; 1Pe 3:7
Bag. 3:28Yok 17:20, 21
Bag. 3:29Bar 9:7, 8
Bag. 3:29Bar 8:17
Bag. 3:29Lub 22:18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaggalatiya 3:1-29

Abaggalatiya

3 Mmwe Abaggalatiya abatalina magezi, ani yabalimbalimba+ ng’ate okukomererwa kwa Yesu Kristo+ kwabannyonnyolwa bulungi? 2 Kino kyokka kye njagala okubabuuza:* Mwafuna omwoyo lwa kutuukiriza mateeka bye galagira oba lwa kukkiririza mu bye mwawulira?+ 3 Ddala temulina magezi? Oluvannyuma lw’okutandika okutambulira mu kkubo ery’omwoyo,* kaakano mumaliririza mu kkubo lya mubiri?*+ 4 Ebibonyoobonyo ebingi bye mwayitamu byali bya bwereere? Ndi mukakafu nti tebyali bya bwereere. 5 Kati olwo, oyo abawa omwoyo era n’akola ebyamagero+ mu mmwe, abikola lwa kuba mutuukiriza ebyo amateeka bye galagira oba lwa kuba mukkiririza mu bye mwawulira? 6 Nga Ibulayimu bwe ‘yakkiririza mu Yakuwa,* n’abalibwa okuba omutuukirivu.’+

7 Mazima ddala mukimanyi nti abo abalina okukkiriza be baana ba Ibulayimu.+ 8 Kaakano ekyawandiikibwa, olw’okukirengererawo nti ab’amawanga Katonda yandibayise batuukirivu lwa kukkiriza, kyalangiririrawo amawulire amalungi eri Ibulayimu nti: “Okuyitira mu ggwe amawanga gonna galiweebwa omukisa.”+ 9 N’olwekyo, abo abalina okukkiriza baweerwa wamu ne Ibulayimu omukisa eyalina okukkiriza.+

10 Abo bonna abeesiga eky’okutuukiriza ebyo amateeka bye galagira bakolimiddwa; kubanga kyawandiikibwa nti: “Akolimiddwa oyo yenna atatuukiriza bintu byonna ebyawandiikibwa mu muzingo gw’Amateeka.”+ 11 Ate era, kyeyoleka kaati nti tewali ayinza kuyitibwa mutuukirivu mu maaso ga Katonda olw’okutuukiriza amateeka,+ kubanga “omutuukirivu anaabanga mulamu lwa kukkiriza.”+ 12 Kaakano Amateeka tegeetaagisa muntu kuba na kukkiriza, naye “oyo agakwata ajja kuba mulamu olwago.”+ 13 Kristo yatugula+ n’atununula+ mu kikolimo ky’Amateeka ng’afuuka ekikolimo mu kifo kyaffe, kubanga kyawandiikibwa nti: “Akolimiddwa buli awanikibwa ku muti.”+ 14 Kino kyali bwe kityo, omukisa gwa Ibulayimu gutuuke eri amawanga okuyitira mu Kristo Yesu,+ tusobole okufuna omwoyo ogwasuubizibwa+ okuyitira mu kukkiriza kwaffe.

15 Ab’oluganda, njogera nga nkozesa ekyokulabirako eky’omu bulamu obwa bulijjo: Endagaano bw’emala okukakasibwa, wadde nga muntu y’aba agikakasizza, tewabaawo agimenyawo oba agyongeramu kintu kyonna. 16 Ebisuubizo byategeezebwa Ibulayimu ne muzzukulu we.*+ Ekyawandiikibwa tekigamba nti, “bazzukulu bo,” nga gy’obeera nti kyogera ku bangi. Naye kigamba nti, “muzzukulu wo,”* nga kyogera ku omu, nga ye Kristo.+ 17 Ate era, njogera kino: Amateeka agajjawo oluvannyuma lw’emyaka 430,+ tegadibya ndagaano eyakolebwa Katonda, gasobole okuggyawo ekisuubizo. 18 Kubanga singa obusika buba bwesigamye ku mateeka, olwo buba tebukyesigamye ku kisuubizo; naye mu kisa kye Katonda yabuwa Ibulayimu okuyitira mu kisuubizo.+

19 Kati olwo Amateeka gaali gaaki? Gaagattibwako okwoleka ebyonoono,+ okutuusa ezzadde eryaweebwa ekisuubizo lwe lyandizze;+ era gaayisibwa mu bamalayika+ ne gaweebwa omutabaganya.+ 20 Omutabaganya aba yeetaagisa ng’abakwatibwako basukka mu omu, naye ye Katonda ali omu yekka. 21 Kati olwo, Amateeka gakontana n’ebisuubizo bya Katonda? N’akatono! Kubanga singa waliwo etteeka eryaweebwa nga lisobola okuweesa abantu obulamu, obutuukirivu bwandibadde bufunibwa kuyitira mu mateeka. 22 Naye Ekyawandiikibwa kyawaayo ebintu byonna mu busibe bw’ekibi, ekisuubizo ekiva mu kukkiririza mu Yesu Kristo kisobole okuweebwa abo abalina okukkiriza.

23 Kyokka okukkiriza bwe kwali tekunnajja, twali tukuumirwa wansi w’amateeka, nga tuweebwayo mu busibe, nga tulindirira okukkiriza okwali kugenda okubikkulwa.+ 24 N’olwekyo, Amateeka gaafuuka mukuumi* waffe atutwala eri Kristo+ tusobole okuyitibwa abatuukirivu okuyitira mu kukkiriza.+ 25 Naye kati okukkiriza bwe kumaze okujja,+ tetukyali wansi wa mukuumi.*+

26 Mu butuufu, mmwenna muli baana ba Katonda+ okuyitira mu kukkiriza kwe mulina mu Kristo Yesu.+ 27 Kubanga mmwenna abaabatizibwa mu Kristo mwambadde Kristo.+ 28 Tewali njawulo wakati w’Omuyudaaya n’Omuyonaani,+ wakati w’omuddu n’ow’eddembe,+ ne wakati w’omusajja n’omukazi,+ kubanga mmwenna muli omuntu omu mu Kristo Yesu.+ 29 Ate era, bwe kiba nti muli ba Kristo, ddala muli zzadde lya Ibulayimu,+ abasika+ okusinziira ku kisuubizo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share