LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okulindirira obulokozi bwa Yakuwa

        • “Ai Yakuwa, olituusa wa?” (1, 2)

        • Yakuwa akolera abantu ebirungi bingi (6)

Zabbuli 13:1

Marginal References

  • +Yob 13:24; Zb 6:3; 22:2

Zabbuli 13:2

Marginal References

  • +Zb 22:7, 8

Zabbuli 13:3

Footnotes

  • *

    Obut., “kwebaka mu kufa.”

Zabbuli 13:4

Marginal References

  • +Zb 25:2; 35:19

Zabbuli 13:5

Marginal References

  • +Zb 52:8; 147:11; 1Pe 5:6, 7
  • +1Sa 2:1

Zabbuli 13:6

Marginal References

  • +Zb 116:7; 119:17

General

Zab. 13:1Yob 13:24; Zb 6:3; 22:2
Zab. 13:2Zb 22:7, 8
Zab. 13:4Zb 25:2; 35:19
Zab. 13:5Zb 52:8; 147:11; 1Pe 5:6, 7
Zab. 13:51Sa 2:1
Zab. 13:6Zb 116:7; 119:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 13:1-6

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

13 Ai Yakuwa, olituusa wa okunneerabira? Mirembe gyonna?

Olituusa wa okunneekweka?+

 2 Ndituusa wa okweraliikirira,

N’okuba n’ennaku mu mutima gwange buli lunaku?

Omulabe wange alituusa wa okunkajjalako?+

 3 Ntunuulira onziremu, Ai Yakuwa Katonda wange.

Amaaso gange gawe ekitangaala nneme okufa,*

 4 Omulabe wange aleme kugamba nti: “Mmuwangudde!”

Tokkiriza balabe bange kusanyuka nga ngudde.+

 5 Nneesiga okwagala kwo okutajjulukuka;+

Omutima gwange gujja kusanyukira ebikolwa byo eby’obulokozi.+

 6 Nja kuyimbira Yakuwa olw’okuba ankoledde ebirungi bingi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share