LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ebikolwa 18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obuweereza bwa Pawulo mu Kkolinso (1-17)

      • Pawulo akomawo mu Antiyokiya eky’omu Busuuli (18-22)

      • Pawulo agenda e Ggalatiya n’e Fulugiya (23)

      • Apolo ayambibwa (24-28)

Ebikolwa 18:2

Marginal References

  • +Bik 18:24, 26; 1Ko 16:19; 2Ti 4:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 18

    7/1/1991, lup. 11

Ebikolwa 18:3

Marginal References

  • +Bik 20:34; 1Ko 4:11, 12; 9:15; 1Se 2:9; 2Se 3:8, 10

Indexes

  • Research Guide

    12/1/2003, lup. 18

    7/1/1991, lup. 11

Ebikolwa 18:4

Footnotes

  • *

    Oba, “yakubaganyanga nabo ebirowoozo.”

Marginal References

  • +Bik 17:2
  • +Mat 4:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1999, lup. 13

Ebikolwa 18:5

Marginal References

  • +Bik 15:27; 17:14
  • +Bik 16:1, 2; 1Se 3:6
  • +Bik 17:2, 3; 28:23

Indexes

  • Research Guide

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    4/2001, lup. 3

Ebikolwa 18:6

Marginal References

  • +Mat 10:14
  • +Ezk 33:4
  • +Bik 20:26
  • +Bik 13:46; 28:28; Bar 1:16

Ebikolwa 18:7

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, mu kkuŋŋaaniro.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1991, lup. 11

Ebikolwa 18:8

Marginal References

  • +1Ko 1:14

Ebikolwa 18:10

Marginal References

  • +Mat 28:20

Ebikolwa 18:12

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2012

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2012, lup. 13

    7/1/1991, lup. 11

Ebikolwa 18:15

Marginal References

  • +Bik 23:29; 25:19

Ebikolwa 18:17

Marginal References

  • +1Ko 1:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2008, lup. 32

    7/1/1991, lup. 11

Ebikolwa 18:18

Marginal References

  • +Bar 16:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2008, lup. 32

    7/1/1991, lup. 11

Ebikolwa 18:19

Marginal References

  • +Bik 17:2

Ebikolwa 18:21

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebikolwa 18:22

Marginal References

  • +Bik 15:36

Ebikolwa 18:23

Marginal References

  • +Bik 16:6
  • +Bik 14:21, 22; 15:32

Ebikolwa 18:24

Marginal References

  • +Bik 19:1; 1Ko 1:12; 3:5, 6

Ebikolwa 18:25

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2010, lup. 11

Ebikolwa 18:26

Marginal References

  • +Bar 16:3; 1Ko 16:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2010, lup. 11

    12/1/2003, lup. 17-18

    7/1/1991, lup. 11-12

Ebikolwa 18:28

Marginal References

  • +Ma 18:15; Zb 16:10; Is 7:14; Mi 5:2

General

Bik. 18:2Bik 18:24, 26; 1Ko 16:19; 2Ti 4:19
Bik. 18:3Bik 20:34; 1Ko 4:11, 12; 9:15; 1Se 2:9; 2Se 3:8, 10
Bik. 18:4Bik 17:2
Bik. 18:4Mat 4:23
Bik. 18:5Bik 15:27; 17:14
Bik. 18:5Bik 16:1, 2; 1Se 3:6
Bik. 18:5Bik 17:2, 3; 28:23
Bik. 18:6Mat 10:14
Bik. 18:6Ezk 33:4
Bik. 18:6Bik 20:26
Bik. 18:6Bik 13:46; 28:28; Bar 1:16
Bik. 18:81Ko 1:14
Bik. 18:10Mat 28:20
Bik. 18:15Bik 23:29; 25:19
Bik. 18:171Ko 1:1
Bik. 18:18Bar 16:1
Bik. 18:19Bik 17:2
Bik. 18:22Bik 15:36
Bik. 18:23Bik 16:6
Bik. 18:23Bik 14:21, 22; 15:32
Bik. 18:24Bik 19:1; 1Ko 1:12; 3:5, 6
Bik. 18:26Bar 16:3; 1Ko 16:19
Bik. 18:28Ma 18:15; Zb 16:10; Is 7:14; Mi 5:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ebikolwa 18:1-28

Ebikolwa

18 Ebyo bwe byaggwa, Pawulo n’ava mu Asene n’agenda e Kkolinso. 2 N’asangayo Omuyudaaya ayitibwa Akula+ enzaalwa y’e Ponto ne mukyala we Pulisikira. Baali kye bajje bave mu Yitale kubanga Kulawudiyo yali alagidde Abayudaaya bonna okuva mu Rooma. Awo n’agenda ewaabwe, 3 n’abeera mu maka gaabwe n’akola nabo,+ kubanga bonna baali bakozi ba weema. 4 Buli ssabbiiti+ yabuuliranga* mu kkuŋŋaaniro+ ng’agezaako okukkirizisa Abayudaaya n’Abayonaani.

5 Siira+ ne Timoseewo+ bwe baatuuka nga bava e Masedoniya, Pawulo ne yeemalira ku kubuulira ekigambo, ng’awa Abayudaaya obujulirwa okukakasa nti Yesu ye Kristo.+ 6 Naye bwe baamuwakanya era ne bamuvuma, n’akunkumula ebyambalo bye+ n’abagamba nti: “Omusaayi gwammwe gubeere ku mitwe gyammwe.+ Nze siriiko musango.+ Kati nja kugenda eri ab’amawanga.”+ 7 Awo n’avaayo* n’agenda mu nnyumba y’omusajja ayitibwa Tito Yusito eyali atya Katonda. Ennyumba ye yali eriraanye ekkuŋŋaaniro. 8 Kulisupo+ omukulu w’ekkuŋŋaaniro n’akkiriza Mukama waffe awamu n’ab’ennyumba ye bonna. Ate era bangi ku Bakkolinso abaawulira amawulire amalungi bakkiriza ne babatizibwa. 9 Naye ekiro Pawulo yafuna okwolesebwa n’awulira Mukama waffe ng’amugamba nti: “Totya, weeyongere okwogera, tosirika, 10 kubanga ndi naawe+ era tewali muntu yenna ajja kukukolako kabi; nnina abantu bangi mu kibuga kino.” 11 Bw’atyo n’amalayo omwaka gumu n’emyezi mukaaga, ng’abayigiriza ekigambo kya Katonda.

12 Galiyo bwe yali nga ye w’essaza* ly’e Akaya, Abayudaaya baalumba Pawulo ne bamutwala awaali entebe okusalirwa emisango, 13 nga bagamba nti: “Omusajja ono asendasenda abantu okusinza Katonda mu ngeri emenya amateeka.” 14 Pawulo bwe yali agenda okutandika okwogera, Galiyo n’agamba Abayudaaya nti: “Singa omusajja ono abadde alina ekikyamu ky’akoze oba ng’amenye amateeka, nnandibawulirizza mmwe Abayudaaya. 15 Naye bwe ziba nkaayana ezikwata ku bigambo, ku mannya, ne ku mateeka gammwe,+ mmwe mmwennyini muzeekolereko. Nze saagala kubeera mulamuzi mu nsonga ezo.” 16 Awo n’abagoba awaali entebe okusalirwa emisango. 17 bonna ne bakwata Sossene+ omukulu w’ekkuŋŋaaniro ne bamukubira mu maaso g’entebe okusalirwa emisango. Naye Galiyo teyayingira mu nsonga ezo.

18 Pawulo n’amalayo ennaku eziwerako, n’asiibula ab’oluganda, n’asaabala n’agenda mu Busuuli, ng’ali wamu ne Pulisikira ne Akula. Bwe yali mu Kenkereya+ yasala enviiri ze ne ziba nnyimpi, kubanga yali akoze obweyamo. 19 Bwe baatuuka mu Efeso, n’abalekayo, naye ye n’ayingira mu kkuŋŋaaniro n’akubaganya ebirowoozo n’Abayudaaya.+ 20 Wadde nga baamusaba yeeyongere okubeera nabo ekiseera kiwanvuko, teyakkiriza, 21 naye n’abasiibula n’abagamba nti: “Nja kukomawo gye muli Yakuwa* bw’anaaba ayagadde.” Awo n’asaabala okuva mu Efeso 22 n’atuuka e Kayisaliya. Ate era n’agenda mu Yerusaalemi n’alamusa ekibiina, n’avaayo n’agenda mu Antiyokiya.+

23 Bwe yamalayo ekiseera ekiwerako, n’avaayo n’agenda mu bitundu ebitali bimu mu Ggalatiya ne Fulugiya+ ng’azzaamu abayigirizwa bonna amaanyi.+

24 Awo Omuyudaaya omu ayitibwa Apolo,+ enzaalwa y’omu Alekizandiriya, n’ajja mu Efeso; yali mwogezi mulungi era ng’amanyi bulungi Ebyawandiikibwa. 25 Omusajja oyo yali ayigiriziddwa ekkubo lya Yakuwa,* era olw’omwoyo yali munyiikivu nnyo, ng’abuulira era ng’ayigiriza ebintu ebituufu ebikwata ku Yesu, naye ng’amanyi kubatiza kwa Yokaana kwokka. 26 Omusajja oyo yali ayogera n’obuvumu mu kkuŋŋaaniro, era Pulisikira ne Akula+ bwe baamuwulira, ne bamutwala ne bamunnyonnyola bulungi ekkubo lya Katonda. 27 Ate era, olw’okuba yali ayagala okugenda mu Akaya, ab’oluganda baawandiikira abayigirizwa ebbaluwa okumwaniriza n’essanyu. Bwe yatuukayo, yayamba nnyo abo abaali bafuuse abakkiriza olw’ekisa kya Katonda eky’ensusso; 28 yayogera n’obuvumu okukiraga mu lujjudde nti enjigiriza z’Abayudaaya zaali nkyamu, n’akozesa Ebyawandiikibwa okubalaga nti Yesu ye Kristo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share