LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 3 Yokaana
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

    • Okulamusa; essaala (1-4)

    • Gayo asiimibwa olw’ebyo by’akola (5-8)

    • Diyotuleefe ayagala okuba mu kifo ekisooka (9, 10)

    • Demeteriyo ayogerwako bulungi (11, 12)

    • Ateekateeka okubakyalira; okulamusa (13, 14)

3 Yokaana 1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 27

3 Yokaana 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 27

3 Yokaana 3

Marginal References

  • +2Yo 4

3 Yokaana 4

Marginal References

  • +1Ko 4:15; 2Ti 1:2; Tit 1:4; Fir 10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 20

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 29

    8/1/2002, lup. 17

    7/1/2001, lup. 26-27

3 Yokaana 5

Marginal References

  • +Beb 13:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 27-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1996, lup. 11-12

    10/1/1996, lup. 29-30

    8/1/1993, lup. 11

3 Yokaana 6

Marginal References

  • +Tit 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1996, lup. 11-12

    10/1/1996, lup. 29-30

3 Yokaana 7

Marginal References

  • +1Ko 9:11, 12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1996, lup. 11-12

    10/1/1996, lup. 29-30

3 Yokaana 8

Marginal References

  • +Mat 10:41; Fir 22; 1Pe 4:9
  • +Bar 12:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1996, lup. 11-12

    10/1/1996, lup. 26-27, 29-30

3 Yokaana 9

Marginal References

  • +Bik 20:29, 30
  • +Bar 12:10; Baf 2:3; Beb 13:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 3-4

    9/1/1991, lup. 3

3 Yokaana 10

Marginal References

  • +Zb 101:5; Nge 6:16, 19
  • +Bik 15:25, 27; Bef 6:21; Baf 2:19; Bak 4:7; Tit 1:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 3-4

    9/1/1991, lup. 3

3 Yokaana 11

Marginal References

  • +Bar 12:9; 1Pe 3:11
  • +1Yo 3:9
  • +1Yo 3:6, 10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 29

    7/1/2001, lup. 15

3 Yokaana 12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 28

3 Yokaana 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 29

General

3 Yok. 32Yo 4
3 Yok. 41Ko 4:15; 2Ti 1:2; Tit 1:4; Fir 10
3 Yok. 5Beb 13:2
3 Yok. 6Tit 3:13
3 Yok. 71Ko 9:11, 12
3 Yok. 8Mat 10:41; Fir 22; 1Pe 4:9
3 Yok. 8Bar 12:13
3 Yok. 9Bik 20:29, 30
3 Yok. 9Bar 12:10; Baf 2:3; Beb 13:17
3 Yok. 10Bik 15:25, 27; Bef 6:21; Baf 2:19; Bak 4:7; Tit 1:5
3 Yok. 10Zb 101:5; Nge 6:16, 19
3 Yok. 11Bar 12:9; 1Pe 3:11
3 Yok. 111Yo 3:9
3 Yok. 111Yo 3:6, 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
3 Yokaana 1-14

3 Yokaana

1 Nze omusajja omukadde mpandiikira Gayo omwagalwa, gwe njagalira ennyo.

2 Omwagalwa, nkusabira obeere bulungi mu bintu byonna era obeere mulamu bulungi, era nga kaakano bw’oli obulungi. 3 Nnasanyuka nnyo ab’oluganda bwe bajja ne bawa obujulirwa nti onyweredde mu mazima, era ndi musanyufu nti otambulira mu mazima.+ 4 Tewali kisinga kunsanyusa ng’okuwulira nti abaana bange batambulira mu mazima.+

5 Omwagalwa, oyoleka obwesigwa bwo mu ebyo by’okolera ab’oluganda wadde nga tobamanyi.+ 6 Bawadde obujulirwa eri ekibiina ku kwagala kw’olina. Nkusaba obasiibule mu ngeri esiimibwa Katonda.+ 7 Kubanga baagenda okubuulira ku lw’erinnya lye, era tebaatwala kintu kyonna+ okuva eri ab’amawanga. 8 N’olwekyo, tuvunaanyizibwa okusembeza abantu ng’abo+ tulyoke tukolere wamu nabo mu mazima.+

9 Waliwo kye nnawandiikira ekibiina, naye Diyotuleefe ayagala okuba mu kifo ekisooka mu bo+ anyooma buli kintu ekiva gye tuli.+ 10 Eno ye nsonga lwaki bwe ndijja, ndimanyisa ebyo by’agenda akola, ng’agenda atwogerako ebigambo ebibi.+ Ng’ekyo tekimumalira, tayaniriza ba luganda+ era tabawa kitiibwa, era abo abaagala okubaaniriza agezaako okubaziyiza n’okubagoba mu kibiina.

11 Omwagalwa, tokoppanga bibi wabula koppanga ebirungi.+ Oyo akola ebirungi ava eri Katonda.+ Oyo akola ebibi aba talabanga Katonda.+ 12 Bonna bawadde obujulirwa ku Demeteriyo era n’amazima gamuwaddeko obujulirwa. Mu butuufu naffe tumuwaako obujulirwa, era okimanyi nti obujulirwa bwe tuwa bwa mazima.

13 Mbadde na bingi eby’okukuwandiikira, naye saagala kubikuwandiikira na kkalaamu na bwino. 14 Kyokka nsuubira okukulaba amangu, era nja kwogera naawe maaso ku maaso.

Emirembe gibe naawe.

Ab’emikwano bakulamusizza. Nnamusiza buli omu ku mikwano gyaffe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share