LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 53
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okubonaabona kw’omuweereza wa Yakuwa, okufa kwe, n’okuziikibwa kwe (1-12)

        • Anyoomebwa era yeewalibwa (3)

        • Asitula obulwadde n’obulumi (4)

        • “Yaleetebwa ng’omwana gw’endiga okuttibwa” (7)

        • Yeetikka ebibi by’abantu bangi (12)

Isaaya 53:1

Marginal References

  • +Bar 10:16
  • +Is 40:5; Yok 12:37, 38
  • +Is 51:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 11

Isaaya 53:2

Footnotes

  • *

    Kino kiyinza okuba kitegeeza mu maaso g’omuntu alaba ebigenda mu maaso oba Katonda.

Marginal References

  • +Is 11:1; Zek 6:12
  • +Is 52:14; Yok 1:10; Baf 2:7

Isaaya 53:3

Footnotes

  • *

    Oba, “eyali ategeera.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Yalinga omuntu abantu gwe baali bataagala kutunulako.”

Marginal References

  • +Zb 22:7; Mat 26:67, 68; Yok 6:66; 1Pe 2:4
  • +Zek 11:13; Yok 18:39, 40; Bik 3:13, 14; 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2017, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 26

    8/1/2000, lup. 32

Isaaya 53:4

Marginal References

  • +Mat 8:14-17
  • +Lev 16:21, 22; 1Pe 2:24; 1Yo 2:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2017, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 11

    1/15/2009, lup. 26

Isaaya 53:5

Marginal References

  • +Zek 12:10; Yok 19:34
  • +Dan 9:24; Bar 4:25
  • +Mat 20:28; Bar 5:6, 19
  • +Bak 1:19, 20
  • +1Pe 2:24

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 27

Isaaya 53:6

Marginal References

  • +1Pe 2:25
  • +1Pe 3:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 27

Isaaya 53:7

Marginal References

  • +Zb 22:12; 69:4
  • +1Pe 2:23
  • +Yok 1:29; 1Ko 5:7
  • +Mat 27:12-14; Bik 8:32, 33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 14

    1/15/2009, lup. 27-28

Isaaya 53:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Yabonyaabonyezebwa.”

  • *

    Obut., “mulembe gwe.”

Marginal References

  • +Dan 9:26; Mat 27:50
  • +Zek 13:7; Yok 11:49, 50; Bar 5:6; Beb 9:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2021, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 13-14

Isaaya 53:9

Footnotes

  • *

    Oba, “Era omuntu aliwaayo ekifo kye eky’okuziikibwamu.”

  • *

    Obut., “n’omusajja omugagga.”

  • *

    Oba, “bikolwa bya bukambwe by’akoze.”

Marginal References

  • +Mat 27:38
  • +Mat 27:57-60; Mak 15:46; Yok 19:41
  • +1Pe 2:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 19-20

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 16

Isaaya 53:10

Footnotes

  • *

    Oba, “yasanyuka.”

Marginal References

  • +Lev 16:11; 2Ko 5:21; Beb 7:27
  • +Is 9:7; 1Ti 6:16
  • +Bak 1:19, 20

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2017, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 26-27

    4/1/2007, lup. 6

    6/1/1993, lup. 6

Isaaya 53:11

Marginal References

  • +Is 42:1
  • +Bar 5:18, 19
  • +1Pe 2:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 28-29

    4/1/2007, lup. 6

Isaaya 53:12

Footnotes

  • *

    Obut., “yafuka obulamu bwe okutuusa ku kufa.”

Marginal References

  • +Zb 22:14; Mat 26:27, 28; Beb 2:14
  • +Mak 15:27; Luk 22:37; 23:32, 33
  • +Mat 20:28; 1Ti 2:5, 6; Tit 2:13, 14; Beb 9:28
  • +Bar 8:34; Beb 7:25; 9:26; 1Yo 2:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 14

    1/15/2009, lup. 28-29

General

Is. 53:1Bar 10:16
Is. 53:1Is 40:5; Yok 12:37, 38
Is. 53:1Is 51:9
Is. 53:2Is 11:1; Zek 6:12
Is. 53:2Is 52:14; Yok 1:10; Baf 2:7
Is. 53:3Zb 22:7; Mat 26:67, 68; Yok 6:66; 1Pe 2:4
Is. 53:3Zek 11:13; Yok 18:39, 40; Bik 3:13, 14; 4:11
Is. 53:4Mat 8:14-17
Is. 53:4Lev 16:21, 22; 1Pe 2:24; 1Yo 2:1, 2
Is. 53:5Zek 12:10; Yok 19:34
Is. 53:5Dan 9:24; Bar 4:25
Is. 53:5Mat 20:28; Bar 5:6, 19
Is. 53:5Bak 1:19, 20
Is. 53:51Pe 2:24
Is. 53:61Pe 2:25
Is. 53:61Pe 3:18
Is. 53:7Zb 22:12; 69:4
Is. 53:71Pe 2:23
Is. 53:7Yok 1:29; 1Ko 5:7
Is. 53:7Mat 27:12-14; Bik 8:32, 33
Is. 53:8Dan 9:26; Mat 27:50
Is. 53:8Zek 13:7; Yok 11:49, 50; Bar 5:6; Beb 9:26
Is. 53:9Mat 27:38
Is. 53:9Mat 27:57-60; Mak 15:46; Yok 19:41
Is. 53:91Pe 2:22
Is. 53:10Lev 16:11; 2Ko 5:21; Beb 7:27
Is. 53:10Is 9:7; 1Ti 6:16
Is. 53:10Bak 1:19, 20
Is. 53:11Is 42:1
Is. 53:11Bar 5:18, 19
Is. 53:111Pe 2:24
Is. 53:12Zb 22:14; Mat 26:27, 28; Beb 2:14
Is. 53:12Mak 15:27; Luk 22:37; 23:32, 33
Is. 53:12Mat 20:28; 1Ti 2:5, 6; Tit 2:13, 14; Beb 9:28
Is. 53:12Bar 8:34; Beb 7:25; 9:26; 1Yo 2:1, 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 53:1-12

Isaaya

53 Ani akkiririzza mu kigambo kye twawulira?+

Era ani abikkuliddwa+ omukono gwa Yakuwa?+

 2 Alikulira mu maaso ge* ng’ettabi,+ ng’omulandira mu nsi enkalu.

Endabika ye si ya kikungu, era si wa kitiibwa;+

Era bwe tumutunuulira, endabika ye tetusikiriza.

 3 Yanyoomebwa era abantu baamwewala;+

Muntu eyali amanyi* obulumi n’obulwadde.

Yalinga atukwese obwenyi bwe.*

Yanyoomebwa era tetwamulabamu ka buntu.+

 4 Mazima ddala yeetikka obulwadde bwaffe,+

Era yasitula obulumi bwaffe.+

Naye twamutwala ng’eyali atulugunyizibwa, akubibwa, era abonyaabonyezebwa Katonda.

 5 Kyokka yafumitibwa+ olw’ebyonoono byaffe;+

Yabonyaabonyezebwa olw’ensobi zaffe.+

Yabonerezebwa tube n’emirembe,+

Era olw’ebiwundu bye twawonyezebwa.+

 6 Ffenna twawaba ng’endiga,+

Buli omu yakwata kkubo lye,

Era ensobi zaffe ffenna Yakuwa yaziteeka ku ye.+

 7 Yatulugunyizibwa+ era yakkiriza okubonyaabonyezebwa,+

Naye teyayasamya kamwa ke.

Yaleetebwa ng’omwana gw’endiga okuttibwa,+

Yalinga endiga bw’esirika nga bagisalako ebyoya,

Era teyayasamya kamwa ke.+

 8 Yatulugunyizibwa* era n’atwalibwa nga tasaliddwa musango mu bwenkanya;

Ani alifaayo okumanya ebikwata ku nsibuko ye?*

Kubanga yaggibwa mu nsi y’abalamu;+

Yattibwa olw’ebyonoono by’abantu bange.+

 9 Yaziikibwa wamu* n’ababi,+

Era n’abagagga* mu kufa kwe,+

Wadde nga yali talina kibi ky’akoze*

Era nga mu kamwa ke temuli bulimba.+

10 Yakuwa yayagala* abonyaabonyezebwe, era yamuleka n’alwala.

Bw’oliwaayo obulamu bwe ng’ekiweebwayo olw’omusango,+

Aliraba ezzadde lye, alyongera ku bungi bw’ennaku ze,+

Era okuyitira mu ye ebyo Yakuwa by’ayagala birituukirira.+

11 Olw’obulumi bwe obungi, aliraba era alisanyuka.

Olw’ebyo by’amanyi, omutuukirivu, omuweereza wange,+

Alisobozesa abantu bangi okuba abatuukirivu,+

Era alyettika ensobi zaabwe.+

12 Olw’ensonga eyo ndimuwa omugabo mu bangi,

Era aligabana omunyago n’ab’amaanyi,

Kubanga yawaayo obulamu bwe*+

Era yabalirwa wamu n’aboonoonyi;+

Yeetikka ebibi by’abantu bangi,+

Era yawolereza aboonoonyi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share