LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Matayo 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yesu atendereza Yokaana Omubatiza (1-15)

      • Omulembe omukakanyavu guvumirirwa (16-24)

      • Yesu atendereza Kitaawe olw’okuwa abawombeefu enkizo (25-27)

      • Ekikoligo kya Yesu kyangu okusitula (28-30)

Matayo 11:1

Marginal References

  • +Mat 4:23; 19:1; Luk 9:6

Matayo 11:2

Marginal References

  • +Mat 14:3; Mak 6:17
  • +Luk 7:18-23

Matayo 11:3

Marginal References

  • +Mat 3:11; Yok 1:15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 96

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2008, lup. 29-30

Matayo 11:4

Marginal References

  • +Luk 7:22

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 96

Matayo 11:5

Marginal References

  • +Is 35:5, 6; 61:1
  • +Mat 8:3
  • +Mat 4:23

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 96

Matayo 11:6

Marginal References

  • +Mak 6:3; Luk 7:23; 1Ko 1:23; 1Pe 2:7, 8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2021, lup. 2-4, 5-7

Matayo 11:7

Marginal References

  • +Mat 3:1, 5
  • +Luk 7:24-28

Matayo 11:9

Marginal References

  • +Luk 1:67, 76

Matayo 11:10

Footnotes

  • *

    Obut., “mu maaso go.”

Marginal References

  • +Mal 3:1; Mat 3:3; Mak 1:2; Luk 1:17; Yok 3:28

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 96

Matayo 11:11

Marginal References

  • +Luk 7:28; Yok 3:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2019, lup. 29-30

    Yesu—Ekkubo, lup. 96

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2008, lup. 21

Matayo 11:12

Footnotes

  • *

    Obut., “babuvumbagira.”

Marginal References

  • +Luk 13:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2005, lup. 17

    7/1/1993, lup. 12

Matayo 11:13

Marginal References

  • +Luk 16:16

Matayo 11:14

Marginal References

  • +Mal 4:5; Mat 17:10-13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 10

Matayo 11:16

Marginal References

  • +Luk 7:31-35

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

Matayo 11:17

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

Matayo 11:18

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

Matayo 11:19

Marginal References

  • +Mat 9:10; Mak 2:15; Yok 2:2
  • +Luk 5:30; 15:2; 19:7
  • +Luk 7:34, 35

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2018, lup. 6

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2001, lup. 23

Matayo 11:21

Marginal References

  • +Yon 3:5, 6; Luk 10:13

Matayo 11:22

Marginal References

  • +Luk 10:14

Matayo 11:23

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Luk 4:31
  • +Luk 10:15

Matayo 11:24

Marginal References

  • +Mat 10:15; Luk 10:12

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

Matayo 11:25

Marginal References

  • +Is 29:14; Mat 13:15; Luk 10:21; 1Ko 1:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2013, lup. 9

Matayo 11:27

Marginal References

  • +Yok 3:35
  • +Yok 1:18
  • +Luk 10:22; Yok 10:15; 1Yo 5:20

Indexes

  • Research Guide

    11/1/1989, lup. 5

Matayo 11:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2019, lup. 20-21

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 18-19

    6/1/2004, lup. 29

    1/1/2002, lup. 6

    11/1/1989, lup. 5

Matayo 11:29

Marginal References

  • +Zek 9:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 18

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2019, lup. 21-25

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 8-9

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 13

    9/1/2004, lup. 18-19

    6/1/2004, lup. 29

    1/1/2002, lup. 6-17

    9/1/2000, lup. 18-19

    2/1/1994, lup. 5

    9/1/1992, lup. 13

    11/1/1989, lup. 5

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    5/2008, lup. 1

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 136-137

Matayo 11:30

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    1/2018, lup. 7

    Yesu—Ekkubo, lup. 98

    1/1/2002, lup. 17

General

Mat. 11:1Mat 4:23; 19:1; Luk 9:6
Mat. 11:2Mat 14:3; Mak 6:17
Mat. 11:2Luk 7:18-23
Mat. 11:3Mat 3:11; Yok 1:15
Mat. 11:4Luk 7:22
Mat. 11:5Is 35:5, 6; 61:1
Mat. 11:5Mat 8:3
Mat. 11:5Mat 4:23
Mat. 11:6Mak 6:3; Luk 7:23; 1Ko 1:23; 1Pe 2:7, 8
Mat. 11:7Mat 3:1, 5
Mat. 11:7Luk 7:24-28
Mat. 11:9Luk 1:67, 76
Mat. 11:10Mal 3:1; Mat 3:3; Mak 1:2; Luk 1:17; Yok 3:28
Mat. 11:11Luk 7:28; Yok 3:3
Mat. 11:12Luk 13:24
Mat. 11:13Luk 16:16
Mat. 11:14Mal 4:5; Mat 17:10-13
Mat. 11:16Luk 7:31-35
Mat. 11:19Mat 9:10; Mak 2:15; Yok 2:2
Mat. 11:19Luk 5:30; 15:2; 19:7
Mat. 11:19Luk 7:34, 35
Mat. 11:21Yon 3:5, 6; Luk 10:13
Mat. 11:22Luk 10:14
Mat. 11:23Luk 4:31
Mat. 11:23Luk 10:15
Mat. 11:24Mat 10:15; Luk 10:12
Mat. 11:25Is 29:14; Mat 13:15; Luk 10:21; 1Ko 1:27
Mat. 11:27Yok 3:35
Mat. 11:27Yok 1:18
Mat. 11:27Luk 10:22; Yok 10:15; 1Yo 5:20
Mat. 11:29Zek 9:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 11:1-30

Matayo

11 Awo Yesu bwe yamala okuwa abayigirizwa be ekkumi n’ababiri ebiragiro, n’avaayo n’agenda okuyigiriza n’okubuulira mu bibuga ebirala.+

2 Naye Yokaana eyali mu kkomera+ bwe yawulira Kristo bye yali akola, n’atuma abayigirizwa be+ 3 bamubuuze nti: “Ye ggwe Wuuyo gwe tubadde tulindirira, oba tulindirire mulala?”+ 4 Yesu n’abaddamu nti: “Mugende mubuulire Yokaana bye muwulira ne bye mulaba:+ 5 Abazibe b’amaaso balaba,+ abalema batambula, abagenge+ bawona ne balongooka, bakiggala bawulira, abafu bazuukizibwa, n’abaavu babuulirwa amawulire amalungi.+ 6 Alina essanyu oyo ateesittala ku lwange.”+

7 Abo bwe baagenda, Yesu n’atandika okubuulira ekibiina ky’abantu ebikwata ku Yokaana, ng’agamba nti: “Mwagenda kulaba ki mu ddungu?+ Olumuli oluyuuyizibwa empewo?+ 8 Kati olwo mwagenda kulaba ki? Omusajja ayambadde engoye ennungi? Abo abambala engoye ennungi babeera mu nnyumba za bakabaka. 9 Ddala lwaki mwagenda mu ddungu? Mwagenda kulaba nnabbi? Mazima mbagamba nti oyo gwe mwagenda okulaba mukulu nnyo okusinga nnabbi.+ 10 Oyo ebyawandiikibwa gwe byogerako nti: ‘Laba! Ntuma omubaka wange akukulemberemu;* oyo ajja kukuteekerateekera ekkubo!’+ 11 Mazima mbagamba nti, mu abo abaazaalibwa abakazi, tewabangawo muntu asinga Yokaana Omubatiza; naye oyo asembayo okuba owa wansi mu Bwakabaka obw’omu ggulu amusinga.+ 12 Naye okuva mu kiseera kya Yokaana Omubatiza okutuuka kati, Obwakabaka obw’omu ggulu abantu bwe baluubirira, era abo ababuluubirira babufuna.*+ 13 Kubanga Bannabbi bonna n’Amateeka baalagula okutuusa mu kiseera kya Yokaana;+ 14 era ka mube nga mukikkiriza oba nedda, oyo ye ‘Eriya eyali ow’okujja.’+ 15 Oyo alina amatu awulire.

16 “Abantu b’omulembe guno nnaabageraageranya ku ani?+ Balinga abaana abato abatuula mu katale ne bakoowoola bannaabwe, 17 nga babagamba nti, ‘Twabafuuyira endere ne mutazina; twakuba ebiwoobe, ne mutanakuwala.’ 18 Mu ngeri y’emu, Yokaana yajja nga talya era nga tanywa, naye abantu ne bagamba nti, ‘Aliko dayimooni.’ 19 Omwana w’omuntu yajja ng’alya era ng’anywa,+ naye abantu ne bagamba nti: ‘Laba! Omusajja ow’omululu era omutamiivu, mukwano gw’abasolooza omusolo n’aboonoonyi.’+ Ebintu eby’obutuukirivu omuntu by’akola bye biraga nti wa magezi.”+

20 Awo n’atandika okuvumirira ebibuga gye yakolera ebyamagero ebisinga obungi kubanga abantu baamu tebeenenya: 21 “Zikusanze ggwe Kolaziini! Zikusanze ggwe Besusayida! kubanga ebyamagero ebyakolebwa mu mmwe singa byakolebwa mu Ttuulo ne Sidoni, abaayo bandibadde beenenya dda ne batuula mu vvu nga bambadde ebibukutu.+ 22 Naye mbagamba nti, ku Lunaku olw’Okusalirako Omusango ekibonerezo kyammwe kiriba kinene nnyo okusinga ekya Ttuulo ne Sidoni.+ 23 Ate ggwe Kaperunawumu,+ oligulumizibwa okutuuka ku ggulu? Ojja kukka emagombe;*+ kubanga ebyamagero ebyakolebwa mu ggwe singa byakolebwa mu Sodomu, singa ne leero kikyaliwo. 24 Naye mbagamba nti, ku Lunaku olw’Okusalirako Omusango ekibonerezo kyo kiriba kinene nnyo okusinga ekya Sodomu.”+

25 Awo Yesu n’agamba nti: “Nkutendereza mu lujjudde Kitange Mukama w’eggulu n’ensi, kubanga ebintu bino wabikweka abagezi n’abayivu, n’obibikkulira abaana abato.+ 26 Weewaawo, Ai Kitange, kubanga bw’otyo bwe wasiima. 27 Kitange+ ampadde ebintu byonna, era tewali amanyi bulungi Mwana wabula Kitange;+ era tewali amanyi bulungi Kitange wabula Omwana, n’oyo yenna Omwana gw’aba ayagadde amanye Kitaawe.+ 28 Mujje gye ndi mmwe mmwenna abategana era abazitoowereddwa, nange nnaabawummuza. 29 Mwetikke ekikoligo kyange era muyigire ku nze, kubanga ndi muteefu era muwombeefu mu mutima,+ era mulifuna ekiwummulo mu bulamu bwammwe. 30 Kubanga ekikoligo kyange kyangu okusitula n’omugugu gwange si muzito.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share