LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 142
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Asaba Katonda amununule mu mikono gy’abo abamuyigganya

        • “Sirina we nnyinza kuddukira” (4)

        • “Ggwe wekka gwe nnina” (5)

Zabbuli 142:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +1Sa 22:1; 24:3; Beb 11:32, 38

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2011, lup. 10

Zabbuli 142:1

Marginal References

  • +Zb 28:2; 141:1

Zabbuli 142:2

Marginal References

  • +Zb 18:6; Yon 2:7; Mat 26:38, 39; Mak 15:34; Beb 5:7

Zabbuli 142:3

Marginal References

  • +Zb 139:3

Zabbuli 142:4

Marginal References

  • +Zb 31:11; 69:20
  • +1Sa 23:11

Zabbuli 142:5

Footnotes

  • *

    Obut., “Ggwe mugabo gwange.”

Marginal References

  • +Nge 18:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2011, lup. 10-11

Zabbuli 142:6

Marginal References

  • +1Sa 20:33; 23:26; 25:29

General

Zab. 142:obugambo obuli waggulu1Sa 22:1; 24:3; Beb 11:32, 38
Zab. 142:1Zb 28:2; 141:1
Zab. 142:2Zb 18:6; Yon 2:7; Mat 26:38, 39; Mak 15:34; Beb 5:7
Zab. 142:3Zb 139:3
Zab. 142:4Zb 31:11; 69:20
Zab. 142:41Sa 23:11
Zab. 142:5Nge 18:10
Zab. 142:61Sa 20:33; 23:26; 25:29
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 142:1-7

Zabbuli

Masukiri. Zabbuli ya Dawudi, bwe yali mu mpuku.+ Essaala.

142 Nkoowoola Yakuwa annyambe;+

Nneegayirira Yakuwa ankwatirwe ekisa.

 2 Mmutegeeza byonna ebinneeraliikiriza;

Mmubuulira ebinnakuwaza+

 3 Bwe mba mpeddemu amaanyi.

Otunuulira ekkubo lyange.+

Batega omutego

Mu kkubo lye mpitamu.

 4 Tunula ku mukono gwange ogwa ddyo olabe

Nti tewali anfaako.+

Sirina we nnyinza kuddukira;+

Tewali n’omu annumirirwa.

 5 Ai Yakuwa, nkuwanjagira.

Ŋŋamba nti: “Oli kiddukiro kyange,+

Ggwe wekka gwe nnina* mu nsi y’abalamu.”

 6 Wuliriza okuwanjaga kwange,

Kubanga ndi mu buyinike bwa maanyi.

Nnunula mu mikono gy’abo abanjigganya,+

Kubanga bansinga amaanyi.

 7 Nzigya mu kaduukulu

Nsobole okutendereza erinnya lyo.

Abatuukirivu ka banneetooloole

Kubanga ondaze ekisa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share