LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebitonde bya Yakuwa n’amateeka ge biwa obujulizi

        • “Eggulu lirangirira ekitiibwa kya Katonda” (1)

        • Etteeka lya Katonda eryatuukirira lizzaamu amaanyi (7)

        • “Ebibi bye nnakola naye ne simanya nti mbikoze” (12)

Zabbuli 19:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Ebbanga.”

Marginal References

  • +Zb 8:3, 4; Is 40:22; Bar 1:20
  • +Zb 150:1; Kub 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2004, lup. 24

    6/1/2004, lup. 24

    1/1/2004, lup. 20

    2/1/1994, lup. 17-18

Zabbuli 19:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 24

Zabbuli 19:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 24

Zabbuli 19:4

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “omuguwa gwabyo ogupima.”

Marginal References

  • +Bar 10:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 24-25

    1/1/2004, lup. 20, 21-22

Zabbuli 19:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 24-25

Zabbuli 19:6

Marginal References

  • +Zb 104:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 24-25

Zabbuli 19:7

Marginal References

  • +Zb 119:72
  • +Zb 23:3
  • +Zb 119:111, 129
  • +Nge 1:5; 2Ti 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 22-23

Zabbuli 19:8

Marginal References

  • +2By 24:9, 10
  • +Nge 4:4; 6:23; Mat 6:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 41

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 22-23

Zabbuli 19:9

Marginal References

  • +Ma 10:12; Nge 1:7; Mal 3:16
  • +Zb 119:137, 160; Kub 16:7

Zabbuli 19:10

Footnotes

  • *

    Oba, “alongooseddwa.”

Marginal References

  • +Zb 119:127; Nge 8:10
  • +Zb 119:103; Nge 16:24

Zabbuli 19:11

Marginal References

  • +Zb 119:11
  • +Zb 119:165

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 41

Zabbuli 19:12

Marginal References

  • +1Ko 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1993, lup. 11

    10/1/1992, lup. 12-13

Zabbuli 19:13

Footnotes

  • *

    Oba, “gwa kwonoona nnyo.”

Marginal References

  • +Lub 20:6; Ma 17:12; 1Sa 15:23; 2Sa 6:7; 2By 26:16-18
  • +Zb 119:133
  • +Is 38:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1993, lup. 11

    10/1/1992, lup. 12

Zabbuli 19:14

Marginal References

  • +Zb 49:3; 51:15; 143:5; Baf 4:8
  • +Zb 18:2
  • +Yob 19:25; Is 43:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 31

General

Zab. 19:1Zb 8:3, 4; Is 40:22; Bar 1:20
Zab. 19:1Zb 150:1; Kub 4:11
Zab. 19:4Bar 10:18
Zab. 19:6Zb 104:19
Zab. 19:7Zb 119:72
Zab. 19:7Zb 23:3
Zab. 19:7Zb 119:111, 129
Zab. 19:7Nge 1:5; 2Ti 3:15
Zab. 19:82By 24:9, 10
Zab. 19:8Nge 4:4; 6:23; Mat 6:22
Zab. 19:9Ma 10:12; Nge 1:7; Mal 3:16
Zab. 19:9Zb 119:137, 160; Kub 16:7
Zab. 19:10Zb 119:127; Nge 8:10
Zab. 19:10Zb 119:103; Nge 16:24
Zab. 19:11Zb 119:11
Zab. 19:11Zb 119:165
Zab. 19:121Ko 4:4
Zab. 19:13Lub 20:6; Ma 17:12; 1Sa 15:23; 2Sa 6:7; 2By 26:16-18
Zab. 19:13Zb 119:133
Zab. 19:13Is 38:3
Zab. 19:14Zb 49:3; 51:15; 143:5; Baf 4:8
Zab. 19:14Zb 18:2
Zab. 19:14Yob 19:25; Is 43:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 19:1-14

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

19 Eggulu* lirangirira ekitiibwa kya Katonda;+

Ebbanga limanyisa emirimu gy’emikono gye.+

 2 Buli lunaku bifulumya ebigambo byabyo,

Era buli kiro byoleka amagezi.

 3 Tewali kwogera wadde ebigambo;

Era tewali kiwulirwa.

 4 Naye eddoboozi lyabyo* libunye mu nsi yonna,

Era obubaka bwabyo butuuse ensi gy’ekoma.+

Enjuba agisimbidde weema mu ggulu;

 5 Eringa omugole omusajja ava mu kisenge kye;

Eringa omusajja ow’amaanyi asanyuka okudduka embiro z’empaka.

 6 Eva ku luuyi olumu olw’eggulu,

Ne yeetooloola n’edda ku luuyi olulala;+

Era tewali kintu kyonna ekitatuukibwako bbugumu lyayo.

 7 Etteeka lya Yakuwa lyatuukirira,+ lizzaamu amaanyi.+

Yakuwa by’atujjukiza byesigika,+ bigeziwaza atalina bumanyirivu.+

 8 Ebiragiro bya Yakuwa bya butuukirivu, bisanyusa omutima;+

Amateeka ga Yakuwa malongoofu, gawa ekitangaala.+

 9 Okutya Yakuwa+ kulongoofu, kwa mirembe na mirembe.

Emisango Yakuwa gy’asala, agisala mu mazima era mu butuukirivu.+

10 Ebyo birungi nnyo okusinga zzaabu,

Okusinga zzaabu omulungi* omungi;+

Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,+ omubisi gw’enjuki ogutonnya okuva mu bisenge byagwo.

11 Era ebyo birabudde omuweereza wo;+

Okubikolerako kulimu empeera nnene.+

12 Ani ayinza okumanya ensobi ze?+

Nsonyiwa ebibi bye nnakola naye ne simanya nti mbikoze.

13 Era yamba omuweereza wo yeewale ebikolwa eby’okwetulinkiriza;+

Tobikkiriza kunfuga.+

Olwo nja kuba siriiko kya kunenyezebwa,+

Era nja kuba siriiko musango gwa kukola bibi bya maanyi.*

14 Ebigambo by’akamwa kange n’okufumiitiriza kw’omutima gwange,

Ka bikusanyuse,+ Ai Yakuwa Olwazi lwange+ era Omununuzi wange.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share