LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaruumi 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ibulayimu yayitibwa mutuukirivu lwa kukkiriza (1-12)

        • Ibulayimu, kitaawe w’abo abalina okukkiriza (11)

      • Ibulayimu yaweebwa ekisuubizo olw’okukkiriza (13-25)

Abaruumi 4:3

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Lub 15:6; Bag 3:6; Yak 2:23

Abaruumi 4:5

Marginal References

  • +Bag 2:15, 16

Abaruumi 4:7

Footnotes

  • *

    Oba, “abasonyiyiddwa.”

Abaruumi 4:8

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 32:1, 2

Abaruumi 4:9

Marginal References

  • +Bar 3:30
  • +Bar 4:3

Abaruumi 4:11

Marginal References

  • +Lub 17:1, 2, 11
  • +Bar 4:16; Bag 3:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 6

Abaruumi 4:12

Marginal References

  • +Bag 3:29

Abaruumi 4:13

Marginal References

  • +Lub 12:1-3; 17:5, 6; 22:17, 18
  • +Beb 11:8

Abaruumi 4:15

Marginal References

  • +Bar 3:20; 5:20; 2Ko 3:7
  • +Bar 5:13

Abaruumi 4:16

Marginal References

  • +Bar 3:24
  • +Bar 9:8; Bag 3:29
  • +Bar 4:11

Abaruumi 4:17

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “aleteera ebintu ebitaliiwo okubaawo.”

Marginal References

  • +Lub 17:5

Abaruumi 4:18

Marginal References

  • +Lub 15:5; Beb 11:17, 18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2008, lup. 30

Abaruumi 4:19

Footnotes

  • *

    Oba, “yali mugumba.”

Marginal References

  • +Lub 17:17
  • +Lub 18:11; Beb 11:11, 12

Abaruumi 4:21

Marginal References

  • +Beb 11:19

Abaruumi 4:22

Marginal References

  • +Lub 15:6; Yak 2:23

Abaruumi 4:23

Marginal References

  • +Bar 15:4

Abaruumi 4:24

Marginal References

  • +Bik 2:24; 13:30; 1Pe 1:21

Abaruumi 4:25

Marginal References

  • +Mat 20:28
  • +Is 53:11, 12; 2Ko 5:21

General

Bar. 4:3Lub 15:6; Bag 3:6; Yak 2:23
Bar. 4:5Bag 2:15, 16
Bar. 4:8Zb 32:1, 2
Bar. 4:9Bar 3:30
Bar. 4:9Bar 4:3
Bar. 4:11Lub 17:1, 2, 11
Bar. 4:11Bar 4:16; Bag 3:7
Bar. 4:12Bag 3:29
Bar. 4:13Lub 12:1-3; 17:5, 6; 22:17, 18
Bar. 4:13Beb 11:8
Bar. 4:15Bar 3:20; 5:20; 2Ko 3:7
Bar. 4:15Bar 5:13
Bar. 4:16Bar 3:24
Bar. 4:16Bar 9:8; Bag 3:29
Bar. 4:16Bar 4:11
Bar. 4:17Lub 17:5
Bar. 4:18Lub 15:5; Beb 11:17, 18
Bar. 4:19Lub 17:17
Bar. 4:19Lub 18:11; Beb 11:11, 12
Bar. 4:21Beb 11:19
Bar. 4:22Lub 15:6; Yak 2:23
Bar. 4:23Bar 15:4
Bar. 4:24Bik 2:24; 13:30; 1Pe 1:21
Bar. 4:25Mat 20:28
Bar. 4:25Is 53:11, 12; 2Ko 5:21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaruumi 4:1-25

Abaruumi

4 Ekyo bwe kiba bwe kityo, tugambe nti jjajjaffe Ibulayimu yafuna ki? 2 Singa Ibulayimu yayitibwa mutuukirivu olw’ebikolwa bye, yandibadde alina ky’asinziirako okwenyumiriza, naye si mu maaso ga Katonda. 3 Ekyawandiikibwa kigamba ki? “Ibulayimu n’akkiririza mu Yakuwa* n’abalibwa okuba omutuukirivu.”+ 4 Omuntu akola, empeera gy’aweebwa tetwalibwa ng’ekisa eky’ensusso ekimulagiddwa, wabula ng’ebbanja eririna okumusasulwa. 5 Ku luuyi olulala, omuntu atakola naye ng’akkiririza mu Oyo ayita omwonoonyi omutuukirivu, abalibwa okuba omutuukirivu olw’okukkiriza kwe.+ 6 Era Dawudi ayogera ku ssanyu ly’omuntu Katonda gw’abala ng’omutuukirivu awatali bikolwa. Agamba nti: 7 “Balina essanyu abasonyiyiddwa ebikolwa byabwe ebibi era abaggiddwako* ebibi byabwe; 8 alina essanyu omuntu Yakuwa* gw’atalibalira kibi kye.”+

9 Essanyu lino lifunibwa bakomole bokka, oba n’abatali bakomole?+ Tugamba nti: “Ibulayimu yabalibwa okuba omutuukirivu lwa kukkiriza.”+ 10 Yali mu mbeera ki bwe yabalibwa okuba omutuukirivu? Nga mukomole oba nga si mukomole? Nga tannakomolebwa, so si ng’amaze okukomolebwa. 11 Katonda yamulagira okukomolebwa ng’akabonero+ akalaga obutuukirivu olw’okukkiriza kwe yalina nga tannakomolebwa, asobole okubeera kitaawe w’abo bonna abalina okukkiriza+ nga si bakomole, nabo basobole okubalibwa ng’abatuukirivu; 12 era asobole okubeera kitaawe w’abakomole, kyokka si bakomole bokka, naye era n’abo abooleka okukkiriza ng’okwo jjajjaffe Ibulayimu+ kwe yalina nga si mukomole.

13 Ibulayimu n’ezzadde lye baaweebwa ekisuubizo ky’okusikira ensi+ olw’obutuukirivu bwe yafuna olw’okukkiriza so si olw’amateeka.+ 14 Bwe kiba nti abo abanywerera ku mateeka be basika, okukkiriza kuba tekugasa era n’ekisuubizo kiba kiggiddwawo. 15 Ekituufu kiri nti, Amateeka galeeta obusungu bwa Katonda,+ naye awataba mateeka tewaba kwonoona.+

16 Eyo ye nsonga lwaki ekisuubizo ekyo kyaweebwa lwa kukkiriza kiryoke kibe nga kyesigamye ku kisa eky’ensusso,+ ezzadde lye lyonna liryoke libe n’ekisuubizo ekyo,+ si abo bokka abanywerera ku Mateeka naye era n’abo abanywerera ku kukkiriza kwa Ibulayimu, kitaffe ffenna.+ 17 (Nga bwe kyawandiikibwa nti: “Nkulonze okubeera kitaawe w’amawanga mangi.”)+ Kino kyaliwo mu maaso ga Katonda gwe yali akkiririzaamu, azuukiza abafu era ayogera ku bintu ebitaliiwo ng’ebiriwo.* 18 Yalina essuubi era yali akkiriza nti ajja kufuuka kitaawe w’amawanga amangi, wadde nga tewaaliwo kisinziirwako kuba na ssuubi eryo. Yali akkiririza mu ekyo ekyayogerwa nti: “Ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.”+ 19 Wadde nga teyaddirira mu kukkiriza, yalowooza ku mubiri gwe ogwali ng’ogufudde (kubanga yali aweza emyaka nga 100),+ era yalowooza ne ku ky’okuba nti Saala yali tazaala.*+ 20 Naye olw’ekisuubizo kya Katonda, teyaddirira mu kukkiriza, naye yafuuka wa maanyi olw’okukkiriza kwe, n’agulumiza Katonda, 21 era yali mukakafu ddala nti Katonda yali asobola okutuukiriza kye yasuubiza.+ 22 Bwe kityo “n’abalibwa okuba omutuukirivu.”+

23 Kyokka ekigambo “n’abalibwa” tekyawandiikibwa ku lulwe yekka,+ 24 naye era ne ku lwaffe abajja okubalibwa ng’abatuukirivu, kubanga tukkiriza Oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe okuva mu bafu.+ 25 Yaweebwayo ku lw’ebibi byaffe+ era n’azuukizibwa, Katonda asobole okutuyita abatuukirivu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share