LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 50
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda alamula abo abamwesiga n’ababi

        • Abakola endagaano ne Katonda okuyitira mu ssaddaaka (5)

        • “Katonda ye Mulamuzi” (6)

        • Ensolo zonna za Katonda (10, 11)

        • Katonda ayogera ku bikolwa by’omubi (16-21)

Zabbuli 50:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +1By 25:1

Zabbuli 50:1

Marginal References

  • +Zb 95:3

Zabbuli 50:2

Marginal References

  • +Zb 48:2; Kuk 2:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 9

Zabbuli 50:3

Marginal References

  • +Is 65:6
  • +Kuv 19:18; Dan 7:9, 10; Beb 12:29
  • +Zb 97:3, 4

Zabbuli 50:4

Marginal References

  • +Ma 30:19; 32:1; Is 1:2
  • +Mi 6:2

Zabbuli 50:5

Marginal References

  • +Kuv 24:8

Zabbuli 50:6

Marginal References

  • +Zb 75:7

Zabbuli 50:7

Marginal References

  • +Nek 9:30; Zb 81:8
  • +Kuv 20:2

Zabbuli 50:8

Marginal References

  • +1Sa 15:22; Is 1:11; Yer 7:22, 23; Kos 6:6

Zabbuli 50:9

Footnotes

  • *

    Obut., “embuzi ennume.”

Marginal References

  • +Mi 6:7

Zabbuli 50:10

Marginal References

  • +1By 29:14; Bik 17:24

Zabbuli 50:11

Marginal References

  • +Yob 38:41

Zabbuli 50:12

Marginal References

  • +Ma 10:14; Yob 41:11; 1Ko 10:26

Zabbuli 50:13

Marginal References

  • +Mi 6:6-8

Zabbuli 50:14

Marginal References

  • +Zb 69:30, 31; Nge 21:3; Kos 6:6; Beb 13:15
  • +Ma 23:21; Zb 76:11; Mub 5:4

Zabbuli 50:15

Marginal References

  • +2By 33:12, 13; Zb 91:15
  • +Zb 22:21-23; 50:23

Zabbuli 50:16

Marginal References

  • +Yer 7:4; Mat 7:22, 23; Bar 2:21
  • +Ma 31:20; Beb 8:9

Indexes

  • Research Guide

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 112-113

Zabbuli 50:17

Footnotes

  • *

    Oba, “kuyigirizibwa.”

  • *

    Obut., “obisuula mabega wo.”

Marginal References

  • +Nek 9:26; Is 5:24

Zabbuli 50:18

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “omwegattako.”

Marginal References

  • +Is 5:22, 23

Zabbuli 50:19

Marginal References

  • +Yer 9:5

Zabbuli 50:20

Footnotes

  • *

    Oba, “Oyonoona erinnya ly’omwana.”

Marginal References

  • +Lev 19:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 9

Zabbuli 50:21

Marginal References

  • +Zb 50:4; Mub 12:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2010, lup. 3-4

Zabbuli 50:22

Marginal References

  • +Zb 9:17; Yer 2:32; Kos 4:6

Zabbuli 50:23

Marginal References

  • +1Se 5:18; Beb 13:15
  • +Mi 6:8

General

Zab. 50:obugambo obuli waggulu1By 25:1
Zab. 50:1Zb 95:3
Zab. 50:2Zb 48:2; Kuk 2:15
Zab. 50:3Is 65:6
Zab. 50:3Kuv 19:18; Dan 7:9, 10; Beb 12:29
Zab. 50:3Zb 97:3, 4
Zab. 50:4Ma 30:19; 32:1; Is 1:2
Zab. 50:4Mi 6:2
Zab. 50:5Kuv 24:8
Zab. 50:6Zb 75:7
Zab. 50:7Nek 9:30; Zb 81:8
Zab. 50:7Kuv 20:2
Zab. 50:81Sa 15:22; Is 1:11; Yer 7:22, 23; Kos 6:6
Zab. 50:9Mi 6:7
Zab. 50:101By 29:14; Bik 17:24
Zab. 50:11Yob 38:41
Zab. 50:12Ma 10:14; Yob 41:11; 1Ko 10:26
Zab. 50:13Mi 6:6-8
Zab. 50:14Zb 69:30, 31; Nge 21:3; Kos 6:6; Beb 13:15
Zab. 50:14Ma 23:21; Zb 76:11; Mub 5:4
Zab. 50:152By 33:12, 13; Zb 91:15
Zab. 50:15Zb 22:21-23; 50:23
Zab. 50:16Yer 7:4; Mat 7:22, 23; Bar 2:21
Zab. 50:16Ma 31:20; Beb 8:9
Zab. 50:17Nek 9:26; Is 5:24
Zab. 50:18Is 5:22, 23
Zab. 50:19Yer 9:5
Zab. 50:20Lev 19:16
Zab. 50:21Zb 50:4; Mub 12:14
Zab. 50:22Zb 9:17; Yer 2:32; Kos 4:6
Zab. 50:231Se 5:18; Beb 13:15
Zab. 50:23Mi 6:8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 50:1-23

Zabbuli

Zabbuli ya Asafu.+

50 Yakuwa Katonda wa bakatonda+ ayogedde;

Ayita ensi

Okuva ebuvanjuba okutuukira ddala ebugwanjuba.

 2 Katonda ayakaayakanira mu Sayuuni, awaatuukirira mu kulabika obulungi.+

 3 Katonda waffe ajja kujja, era tajja kusirika.+

Mu maaso ge waliwo omuliro ogusaanyaawo,+

Era yeetooloddwa omuyaga ogukunta.+

 4 Ayita eggulu n’ensi,+

Alamule abantu be:+

 5 “Nkuŋŋaanyiza abeesigwa gye ndi,

Abo abakola nange endagaano okuyitira mu ssaddaaka.”+

 6 Eggulu lirangirira obutuukirivu bwe,

Kubanga Katonda ye Mulamuzi.+ (Seera)

 7 “Muwulirize mmwe abantu bange, nange nnaayogera;

Isirayiri nja kukulumiriza.+

Nze Katonda, Katonda wo.+

 8 Sikunenya lwa ssaddaaka zo,

Wadde olw’ebiweebwayo byo ebyokebwa ebibeera mu maaso gange bulijjo.+

 9 Tekinneetaagisa kuggya nte nnume mu kiraalo kyo,

Wadde embuzi* mu bisibo byo.+

10 Kubanga ensolo zonna ez’omu nsiko zange,+

Ensolo zonna eziri ku nsozi olukumi.

11 Mmanyi ebinyonyi byonna ebibeera mu nsozi;+

Ensolo ez’oku ttale ezitabalika zange.

12 Ne bwe nnandibadde nnumwa enjala, sandikubuulidde,

Kubanga ensi ne byonna ebigiriko byange.+

13 Nnaalya ennyama y’ente

Ne nnywa n’omusaayi gw’embuzi?+

14 Weebaze Katonda ekyo kibeere nga ssaddaaka gy’owaayo gy’ali,+

Sasula oyo Asingayo Okuba Waggulu ebyo bye weeyama;+

15 Onkoowoolanga ng’oli mu buzibu.+

Nnaakununulanga, naawe onongulumizanga.”+

16 Naye Katonda ajja kugamba omubi nti:

“Ani eyakuwa olukusa okwogera ku mateeka gange,+

Oba okwogera ku ndagaano yange?+

17 Toyagala kukangavvulwa,*

Era ebigambo byange obisuula muguluka.*+

18 Bw’olaba omubbi, omuwagira,*+

Era oyita wamu n’abenzi.

19 Akamwa ko okakozesa okusaasaanya ebibi.

Olulimi lwo olukozesa okwogera eby’obulimba.+

20 Otuula n’oyogera ku muganda wo;+

Obikkula ensobi z’omwana* wa nnyoko.

21 Bwe wakola ebintu ebyo nnasirika,

N’olowooza nti nja kuba nga ggwe.

Naye kaakano nja kukunenya,

Era nja kukulaga ensobi zo.+

22 Mulowooze ku ekyo mmwe abeerabira Katonda,+

Nneme kubayuzaayuza nga tewali abataasa.

23 Oyo awaayo gye ndi okwebaza nga ssaddaaka, angulumiza;+

Oyo amalirira okutambulira mu kkubo ettuufu,

Ajja kulaba obulokozi obuva gye ndi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share