LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Danyeri 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omubaka okuva eri Katonda ajja eri Danyeri (1-21)

        • Mikayiri ayamba malayika (13)

Danyeri 10:1

Marginal References

  • +Ezr 1:1, 2; Is 45:1; Dan 1:21; 6:28
  • +Dan 1:7; 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 44-45, 198-200

Danyeri 10:2

Marginal References

  • +Dan 9:3

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 200-201

Danyeri 10:3

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 200-201

Danyeri 10:4

Footnotes

  • *

    Obut., “Kidekeri.”

Marginal References

  • +Lub 2:14

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 201-202

Danyeri 10:5

Marginal References

  • +Kub 19:14

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 201-203

Danyeri 10:6

Marginal References

  • +Ezk 1:16
  • +Ezk 1:5, 7

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 202-203

Danyeri 10:7

Marginal References

  • +2Sk 6:17; Bik 9:7

Danyeri 10:8

Marginal References

  • +Dan 7:28; 8:27

Danyeri 10:9

Marginal References

  • +Dan 8:18

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 203-205

Danyeri 10:10

Marginal References

  • +Yer 1:9; Kub 1:17

Danyeri 10:11

Footnotes

  • *

    Oba, “omwagalwa ennyo.”

Marginal References

  • +Dan 9:23; 10:19

Danyeri 10:12

Marginal References

  • +Kub 1:17
  • +Dan 9:23

Danyeri 10:13

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Ani Alinga Katonda?”

  • *

    Oba, “omulangira ow’eddaala erisooka.”

Marginal References

  • +Bef 6:12
  • +Dan 10:21; 12:1; Yud 9; Kub 12:7, 8

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 204-205

Danyeri 10:14

Marginal References

  • +Dan 2:28
  • +Dan 8:17, 26; 12:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 3

Danyeri 10:15

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 206

Danyeri 10:16

Marginal References

  • +Is 6:7; Yer 1:9
  • +Dan 10:8

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 206-208

Danyeri 10:17

Marginal References

  • +Bal 6:22
  • +Is 6:5

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 206-208

Danyeri 10:18

Marginal References

  • +Dan 10:10

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 208

Danyeri 10:19

Footnotes

  • *

    Oba, “omwagalwa ennyo.”

Marginal References

  • +Kub 1:17
  • +Dan 9:22, 23; 10:11
  • +Bal 6:23

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 208

Danyeri 10:20

Marginal References

  • +Dan 10:13

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 204-205, 208-209

Danyeri 10:21

Marginal References

  • +Dan 10:13; Yud 9; Kub 12:7, 8
  • +Dan 12:1

Indexes

  • Research Guide

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 204, 208-209

General

Dan. 10:1Ezr 1:1, 2; Is 45:1; Dan 1:21; 6:28
Dan. 10:1Dan 1:7; 4:8
Dan. 10:2Dan 9:3
Dan. 10:4Lub 2:14
Dan. 10:5Kub 19:14
Dan. 10:6Ezk 1:16
Dan. 10:6Ezk 1:5, 7
Dan. 10:72Sk 6:17; Bik 9:7
Dan. 10:8Dan 7:28; 8:27
Dan. 10:9Dan 8:18
Dan. 10:10Yer 1:9; Kub 1:17
Dan. 10:11Dan 9:23; 10:19
Dan. 10:12Kub 1:17
Dan. 10:12Dan 9:23
Dan. 10:13Bef 6:12
Dan. 10:13Dan 10:21; 12:1; Yud 9; Kub 12:7, 8
Dan. 10:14Dan 2:28
Dan. 10:14Dan 8:17, 26; 12:4
Dan. 10:16Is 6:7; Yer 1:9
Dan. 10:16Dan 10:8
Dan. 10:17Bal 6:22
Dan. 10:17Is 6:5
Dan. 10:18Dan 10:10
Dan. 10:19Kub 1:17
Dan. 10:19Dan 9:22, 23; 10:11
Dan. 10:19Bal 6:23
Dan. 10:20Dan 10:13
Dan. 10:21Dan 10:13; Yud 9; Kub 12:7, 8
Dan. 10:21Dan 12:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Danyeri 10:1-21

Danyeri

10 Mu mwaka ogw’okusatu ogw’obufuzi bwa Kabaka Kuulo+ owa Buperusi, Danyeri, eyali ayitibwa Berutesazza,+ yafuna okubikkulirwa; obubaka obwo bwali bwa mazima era bwali bukwata ku lutalo olw’amaanyi. Danyeri yategeera obubaka obwo, era yayambibwa okutegeera bye yalaba.

2 Mu nnaku ezo, nze Danyeri nnali mmaze wiiki ssatu nnamba nga nkungubaga.+ 3 Nnali sirya mmere nnungi, nga sirya nnyama, wadde okunywa omwenge, era mu wiiki ezo essatu seesiiga mafuta. 4 Ku lunaku olw’abiri mu ennya olw’omwezi ogusooka, bwe nnali ku lubalama lw’omugga omunene, Omugga Tiguliisi,*+ 5 nnayimusa amaaso ne ndaba omusajja eyali ayambadde olugoye olwa kitaani+ era nga yeesibye mu kiwato omusipi ogwa zzaabu ow’e Yufazi. 6 Omubiri gwe gwalinga kirisoliti,+ obwenyi bwe bwali bwakaayakana ng’ekimyanso, amaaso ge gaali ng’emimuli egyaka, emikono gye n’ebigere bye byali ng’ekikomo ekizigule,+ ate eddoboozi lye lyali ng’eddoboozi ly’ekibiina ky’abantu ekinene. 7 Nze nzekka Danyeri, nze nnalaba okwolesebwa okwo; abasajja be nnali nabo tebaalaba kwolesebwa okwo.+ Naye baakankana nnyo era ne badduka ne beekweka.

8 Nnasigala nzekka, era bwe nnafuna okwolesebwa okwo okw’ekitalo ne nzigweeramu ddala amaanyi, endabika yange n’ekyukira ddala, era ne nnafuyira ddala.+ 9 Awo ne mmuwulira ng’ayogera; naye bwe nnamuwulira, ne nneebaka otulo tungi nga nneevuunise ku ttaka.+ 10 Naye omukono ne gunkwatako+ ne gunnyeenya, ne nzuukuka ne nfukamira ku maviivi ne nsimba emikono ku ttaka. 11 Awo n’aŋŋamba nti:

“Ggwe Danyeri, omusajja ow’omuwendo ennyo,*+ ssaayo omwoyo ku bye ŋŋenda okukugamba. Yimirira, kubanga ntumiddwa gy’oli.”

Bwe yaŋŋamba ebigambo ebyo, ne nnyimirira nga nkankana.

12 Awo n’aŋŋamba nti: “Totya ggwe Danyeri,+ kubanga okuva ku lunaku lwe watandika okussaayo omutima okutegeera amakulu g’ebintu bino era n’okwetoowaza mu maaso ga Katonda wo, ebigambo byo byawulirwa, era kaakano nzize olw’ebigambo byo.+ 13 Kyokka omulangira+ w’obwakabaka bwa Buperusi yanziyiza okumala ennaku 21. Naye Mikayiri,*+ omu ku balangira abakulu* yajja n’annyamba, era nnasigala eyo okumpi ne bakabaka ba Buperusi. 14 Nzize okukuyamba okutegeera ebirituuka ku bantu bo mu nnaku ezisembayo,+ kubanga okwolesebwa kukwata ku biribaawo mu biseera eby’omu maaso.”+

15 Bwe yaŋŋamba ebigambo ebyo, ne ntunula wansi ne nnemererwa okwogera. 16 Awo oyo eyali afaanana ng’omuntu n’akwata ku mimwa gyange,+ ne njasamya akamwa ne ŋŋamba oyo eyali ayimiridde mu maaso gange nti: “Mukama wange, okwolesebwa kuno kundeetedde okukankana era mpeddemu amaanyi.+ 17 Kale nze omuweereza wo, nnyinza ntya okwogera naawe mukama wange?+ Kubanga mpeddemu amaanyi era n’omukka gumpeddemu.”+

18 Oyo eyali afaanana ng’omuntu n’addamu n’ankwatako n’anzizaamu amaanyi.+ 19 N’aŋŋamba nti: “Totya+ ggwe omusajja ow’omuwendo ennyo.*+ Emirembe gibe naawe.+ Ddamu amaanyi, era guma.” Bwe yayogera nange ne nziramu amaanyi ne ŋŋamba nti: “Mukama wange k’ayogere, kubanga onzizizzaamu amaanyi.”

20 Awo n’aŋŋamba nti: “Omanyi lwaki nzize gy’oli? Kaakano ŋŋenda kuddayo nnwane n’omulangira wa Buperusi.+ Bwe nnaagenda, omulangira wa Buyonaani ajja kujja. 21 Naye ŋŋenda kukubuulira ebintu ebiwandiikiddwa mu biwandiiko eby’amazima. Tewali mulala annyamba mu bintu bino wabula Mikayiri,+ omulangira wammwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share