LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebituuka ku bantu bonna bye bimu (1-3)

      • Nyumirwa obulamu wadde ng’eriyo okufa (4-12)

        • Abafu tebaliiko kye bamanyi (5)

        • Emagombe teri kikolebwayo (10)

        • Ebiseera ebizibu n’ebintu ebitasuubirwa (11)

      • Oluusi ab’amagezi tebasiimibwa (13-18)

Omubuulizi 9:1

Marginal References

  • +Ma 33:3; 1Sa 2:9; Zb 37:5

Omubuulizi 9:2

Marginal References

  • +Mub 5:15
  • +Mub 8:10

Omubuulizi 9:3

Footnotes

  • *

    Obut., “era oluvannyuma—eri abafu!”

Marginal References

  • +Yob 3:17-19; Mub 2:15

Omubuulizi 9:4

Marginal References

  • +Is 38:19

Omubuulizi 9:5

Marginal References

  • +Lub 3:19; Bar 5:12
  • +Zb 88:10; 115:17; 146:4; Is 38:18; Yok 11:11
  • +Yob 7:9, 10; Mub 2:16

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 16

Omubuulizi 9:6

Marginal References

  • +Mub 9:10

Omubuulizi 9:7

Marginal References

  • +Ma 12:7; Zb 104:15; Mub 2:24
  • +Ma 16:15; Bik 14:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 17

Omubuulizi 9:8

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, ebyambalo ebya langi encamufu ebyoleka essanyu, so si eby’okukungubaga.

Marginal References

  • +Dan 10:2, 3

Omubuulizi 9:9

Marginal References

  • +Nge 5:18
  • +Mub 5:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 12-13

Omubuulizi 9:10

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Zb 115:17; 146:3, 4; Is 38:18

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 29

Omubuulizi 9:11

Footnotes

  • *

    Oba, “ebigwa obugwi.”

Marginal References

  • +1Sa 17:50; Zb 33:16
  • +Mub 2:15
  • +2Sa 17:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 3 2021 lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2017, lup. 29

    Zuukuka!,

    Na. 3 2017 lup. 6

    9/1/2003, lup. 23-24

    11/1/2001, lup. 7-9

Omubuulizi 9:12

Marginal References

  • +Mub 8:8; Yak 4:13, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 3-4

Omubuulizi 9:15

Marginal References

  • +Mub 9:11

Omubuulizi 9:16

Marginal References

  • +Nge 21:22; 24:5; Mub 7:12, 19; 9:18
  • +Mak 6:3; 1Ko 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2000, lup. 32

Omubuulizi 9:18

Marginal References

  • +Yos 22:20; 1Ko 5:6; Beb 12:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 3 2021 lup. 11

General

Mub. 9:1Ma 33:3; 1Sa 2:9; Zb 37:5
Mub. 9:2Mub 5:15
Mub. 9:2Mub 8:10
Mub. 9:3Yob 3:17-19; Mub 2:15
Mub. 9:4Is 38:19
Mub. 9:5Lub 3:19; Bar 5:12
Mub. 9:5Zb 88:10; 115:17; 146:4; Is 38:18; Yok 11:11
Mub. 9:5Yob 7:9, 10; Mub 2:16
Mub. 9:6Mub 9:10
Mub. 9:7Ma 12:7; Zb 104:15; Mub 2:24
Mub. 9:7Ma 16:15; Bik 14:17
Mub. 9:8Dan 10:2, 3
Mub. 9:9Nge 5:18
Mub. 9:9Mub 5:18
Mub. 9:10Zb 115:17; 146:3, 4; Is 38:18
Mub. 9:111Sa 17:50; Zb 33:16
Mub. 9:11Mub 2:15
Mub. 9:112Sa 17:23
Mub. 9:12Mub 8:8; Yak 4:13, 14
Mub. 9:15Mub 9:11
Mub. 9:16Nge 21:22; 24:5; Mub 7:12, 19; 9:18
Mub. 9:16Mak 6:3; 1Ko 2:8
Mub. 9:18Yos 22:20; 1Ko 5:6; Beb 12:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Omubuulizi 9:1-18

Omubuulizi

9 Bino byonna nnabirowoozaako ne nkiraba nti abatuukirivu n’ab’amagezi, awamu ne bye bakola, biri mu mikono gya Katonda ow’amazima.+ Abantu tebamanyi kwagala na bukyayi ebyaliwo nga tebannabaawo. 2 Ebintu ebituuka ku bantu bonna bye bimu,+ abatuukirivu n’ababi,+ abalungi n’abalongoofu era n’abatali balongoofu, abawaayo ssaddaaka n’abatawaayo ssaddaaka. Tewali njawulo wakati w’omulungi n’omwonoonyi; tewali njawulo wakati w’oyo ayanguyiriza okulayira n’oyo atayanguyiriza kulayira. 3 Kino kye kintu eky’ennaku ekibaawo wansi w’enjuba: Olw’okuba ebituuka ku bantu bonna bye bimu,+ emitima gy’abantu gijjudde ebibi; mu kiseera ky’obulamu bwabwe emitima gyabwe giba gijjudde eddalu, n’ekiddirira kufa.*

4 Buli akyali omulamu aba n’essuubi, kubanga embwa ennamu esinga empologoma enfu.+ 5 Abalamu bamanyi nti balifa,+ naye abafu tebaliiko kye bamanyi,+ era tebakyalina mpeera yonna kubanga beerabirwa; tebakyajjukirwa.+ 6 Okwagala kwabwe, n’obukyayi bwabwe, n’obuggya bwabwe, byaggwaawo, era tebakyenyigira mu kintu kyonna ekikolebwa wansi w’enjuba.+

7 Genda olye emmere yo ng’osanyuka era onywe omwenge gwo n’omutima omusanyufu,+ kubanga Katonda ow’amazima asiima by’okola.+ 8 Ebyambalo byo ka bibeerenga byeru* bulijjo, era tolemanga kusiiga mafuta ku mutwe gwo.+ 9 Nyumirwa obulamu ne mukyala wo+ gw’oyagala ennyo ennaku zonna ez’obulamu bwo Katonda z’akuwadde wansi w’enjuba, ennaku zonna ez’obulamu bwo obutaliimu, kubanga ogwo gwe mugabo gwo mu bulamu ne mu byonna by’ofuba okukola wansi w’enjuba.+ 10 Buli kintu omukono gwo kye gufuna okukola, okikolanga n’amaanyi go gonna, kubanga emagombe* gy’ogenda teriiyo mulimu,+ wadde okukola enteekateeka, wadde okumanya, wadde amagezi.

11 Era nnina ekirala kye ndabye wansi w’enjuba; abawenyuka emisinde, bulijjo si be bawangula empaka, ab’amaanyi, bulijjo si be bawangula olutalo,+ ab’amagezi, bulijjo si be baba n’emmere, abagezi, bulijjo si be baba n’eby’obugagga,+ n’abamanyi ebingi, bulijjo si be baba obulungi,+ kubanga ebiseera ebizibu n’ebintu ebitasuubirwa* bibatuukako bonna. 12 Kubanga omuntu tamanyi kiseera kye.+ Ng’ebyennyanja bwe bikwatibwa mu katimba, era ng’ebinyonyi bwe bikwatibwa mu mutego, n’abaana b’abantu bwe baba bwe batyo ekiseera ekizibu bwe kibatuukako nga tebakisuubira.

13 Era waliwo kye nneetegerezza ekikwata ku magezi wansi w’enjuba, ne kinneewuunyisa nnyo: 14 Waaliwo ekibuga ekitono nga kirimu abantu batono; kabaka ow’amaanyi n’akirumba, n’akizingiza n’akizimbako ekikomera. 15 Mu kibuga ekyo mwalimu omusajja omwavu naye nga wa magezi, era yawonya ekibuga ng’akozesa amagezi ge. Kyokka tewaali n’omu eyajjukira omusajja oyo omwavu.+ 16 Kale ne ŋŋamba nti: ‘Amagezi gasinga amaanyi;+ naye amagezi g’omwavu ganyoomebwa era ebigambo bye tebabiwuliriza.’+

17 Okuwuliriza ebigambo ab’amagezi bye boogera mu bukkakkamu kisinga okuwuliriza okuleekaana ku oyo afuga abasirusiru.

18 Amagezi gasinga eby’okulwanyisa, naye omwonoonyi omu bw’ati ayinza okuzikiriza ebirungi bingi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share