LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 90
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda abeerawo emirembe gyonna naye omuntu abeerawo kaseera buseera

        • Emyaka olukumi giringa olwa jjo (4)

        • Omuntu awangaala emyaka 70 oba 80 (10)

        • “Tuyigirize engeri gye tusaanidde okubalamu ennaku zaffe” (12)

Zabbuli 90:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +Ma 33:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 8

Zabbuli 90:1

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “kiddukiro kyaffe.”

Marginal References

  • +Ma 33:27; Zb 91:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2013, lup. 19-23

    12/1/2001, lup. 9

Zabbuli 90:2

Marginal References

  • +Yer 10:12
  • +Kab 1:12; 1Ti 1:17; Kub 1:8; 15:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2015, lup. 13

    12/1/2001, lup. 9

Zabbuli 90:3

Marginal References

  • +Lub 3:19; Zb 104:29; 146:3, 4; Mub 3:20; 12:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 9-10

Zabbuli 90:4

Marginal References

  • +2Pe 3:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 9-10

Zabbuli 90:5

Marginal References

  • +Yob 9:25
  • +Zb 103:15; 1Pe 1:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 10

Zabbuli 90:6

Marginal References

  • +Yob 14:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 10

Zabbuli 90:7

Marginal References

  • +Kbl 17:12, 13; Ma 32:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 10-11

Zabbuli 90:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Omanyi ensobi zaffe.”

Marginal References

  • +Yer 16:17
  • +Nge 24:12; Beb 4:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 10-11

Zabbuli 90:9

Footnotes

  • *

    Oba, “Obulamu bwaffe buggwaawo.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 10-11

Zabbuli 90:10

Footnotes

  • *

    Oba, “bw’aba n’amaanyi ag’enjawulo.”

Marginal References

  • +2Sa 19:34, 35
  • +Yob 14:10; Zb 78:39; Luk 12:20; Yak 4:13, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 11

    12/1/1994, lup. 23

Zabbuli 90:11

Marginal References

  • +Is 33:14; Luk 12:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 11

Zabbuli 90:12

Marginal References

  • +Zb 39:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 11

    12/1/2001, lup. 11

    12/1/1999, lup. 13

    9/1/1999, lup. 27-28

    11/1/1995, lup. 22

    10/1/1994, lup. 9

Zabbuli 90:13

Marginal References

  • +Zb 6:4
  • +Zb 89:46
  • +Ma 32:36; Zb 135:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 11-12

Zabbuli 90:14

Marginal References

  • +Zb 36:7; 51:1; 63:3; 85:7
  • +Zb 149:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 11-12

Zabbuli 90:15

Marginal References

  • +Zb 30:5
  • +Ma 2:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 12

Zabbuli 90:16

Marginal References

  • +Kbl 14:31; Yos 23:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 12

Zabbuli 90:17

Footnotes

  • *

    Oba, “Nyweza emirimu gy’emikono gyaffe.”

  • *

    Oba, “emirimu gy’emikono gyaffe ginyweze.”

Marginal References

  • +Zb 127:1; Nge 16:3; Is 26:12; 1Ko 3:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 11

    12/1/2001, lup. 12-13

General

Zab. 90:obugambo obuli wagguluMa 33:1
Zab. 90:1Ma 33:27; Zb 91:1
Zab. 90:2Yer 10:12
Zab. 90:2Kab 1:12; 1Ti 1:17; Kub 1:8; 15:3
Zab. 90:3Lub 3:19; Zb 104:29; 146:3, 4; Mub 3:20; 12:7
Zab. 90:42Pe 3:8
Zab. 90:5Yob 9:25
Zab. 90:5Zb 103:15; 1Pe 1:24
Zab. 90:6Yob 14:2
Zab. 90:7Kbl 17:12, 13; Ma 32:22
Zab. 90:8Yer 16:17
Zab. 90:8Nge 24:12; Beb 4:13
Zab. 90:102Sa 19:34, 35
Zab. 90:10Yob 14:10; Zb 78:39; Luk 12:20; Yak 4:13, 14
Zab. 90:11Is 33:14; Luk 12:5
Zab. 90:12Zb 39:4
Zab. 90:13Zb 6:4
Zab. 90:13Zb 89:46
Zab. 90:13Ma 32:36; Zb 135:14
Zab. 90:14Zb 36:7; 51:1; 63:3; 85:7
Zab. 90:14Zb 149:2
Zab. 90:15Zb 30:5
Zab. 90:15Ma 2:14
Zab. 90:16Kbl 14:31; Yos 23:14
Zab. 90:17Zb 127:1; Nge 16:3; Is 26:12; 1Ko 3:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 90:1-17

Zabbuli

EKITABO EKY’OKUNA

(Zabbuli 90-106)

Essaala ya Musa, omusajja wa Katonda ow’amazima.+

90 Ai Yakuwa, obadde kigo kyaffe*+ mu mirembe gyonna.

 2 Ensozi nga tezinnazaalibwa,

Era nga tonnakola nsi n’ebigirimu,+

Okuva emirembe gyonna okutuusa emirembe gyonna, ggwe Katonda.+

 3 Ozzaayo omuntu mu nfuufu;

Ogamba nti: “Muddeeyo mmwe abaana b’abantu.”+

 4 Mu maaso go emyaka olukumi giringa olwa jjo olwayise,+

Giringa ekisisimuka ekimu mu kiro.

 5 Obaggyawo mangu;+ babulawo ng’ekirooto

Ku makya baba ng’omuddo ogumera.+

 6 Ku makya gumulisa ne gudda buggya,

Naye we buwungeerera guba guwotose nga gukaze.+

 7 Obusungu bwo butumalawo.+

N’ekiruyi kyo kitutiisa.

 8 Ensobi zaffe oziteeka mu maaso go;*+

Ekitangaala ky’omu maaso go kyanika bye tukola mu kyama.+

 9 Ennaku zaffe zigenda zikendeera* olw’obusungu bwo;

Emyaka gyaffe giggwaawo mangu ng’okussa ekikkowe.

10 Tuwangaala emyaka 70,

Oba 80,+ omuntu bw’aba omugumu ennyo.*

Naye giba gijjudde ebizibu n’ennaku;

Giyita mangu ne tubulawo.+

11 Ani ayinza okumanya amaanyi g’obusungu bwo?

Obusungu bwo bwa maanyi ng’okutya kw’ogwanidde okutiibwa.+

12 Tuyigirize engeri gye tusaanidde okubalamu ennaku zaffe+

Tusobole okufuna omutima ogw’amagezi.

13 Komawo, Ai Yakuwa!+ Embeera eno eneemala bbanga ki?+

Saasira abaweereza bo.+

14 Ku makya tukkuse okwagala kwo okutajjulukuka,+

Tusobole okwogerera waggulu n’essanyu era tujaganye+ ennaku zaffe zonna.

15 Tuwe essanyu erituukana n’ennaku z’omaze ng’otulabya ennaku,+

Erituukana n’emyaka gye tumaze nga tubonaabona.+

16 Abaweereza bo ka balabe by’okola

N’abaana baabwe ka balabe obulungi bwo.+

17 Ekisa kya Yakuwa Katonda waffe ka kitubeereko;

Wa emirimu gy’emikono gyaffe omukisa.*

Weewaawo, emirimu gy’emikono gyaffe giwe omukisa.*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share