LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okufugibwa abantu abatatuukiridde (1-17)

        • Gondera ebiragiro bya kabaka (2-4)

        • Omuntu aba n’obuyinza ku mulala okumuyisa obubi (9)

        • Abakola ebibi bwe batabonerezebwa mangu (11)

        • Lya, nywa, era sanyuka (15)

Omubuulizi 8:2

Marginal References

  • +Nge 24:21, 22; Bar 13:1; Tit 3:1; 1Pe 2:13
  • +2Sa 5:3

Omubuulizi 8:3

Marginal References

  • +Mub 10:4
  • +1Sk 1:5, 7; Nge 20:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 32

Omubuulizi 8:4

Marginal References

  • +1Sk 2:24, 25

Omubuulizi 8:5

Marginal References

  • +Bar 13:5; 1Pe 3:13
  • +1Sa 24:12, 13; 26:8-10; Zb 37:7

Omubuulizi 8:6

Marginal References

  • +Mub 3:17

Omubuulizi 8:8

Footnotes

  • *

    Oba, “mukka; mpewo.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “obubi bw’ababi tebusobola kubawonya.”

Marginal References

  • +Zb 89:48

Omubuulizi 8:9

Footnotes

  • *

    Oba, “n’amulumya.”

Marginal References

  • +Kuv 1:13, 14; Mi 7:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Zuukuka!,

    Na. 3 2017 lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2002, lup. 3

Omubuulizi 8:10

Marginal References

  • +Nge 10:7

Omubuulizi 8:11

Marginal References

  • +Zb 10:4, 6
  • +1Sa 2:22, 23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2010, lup. 4

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 135

Omubuulizi 8:12

Marginal References

  • +Zb 34:9; 103:13; 112:1; Is 3:10; 2Pe 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 17-18

Omubuulizi 8:13

Marginal References

  • +Zb 37:10; Is 57:21
  • +Yob 24:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 17-18

Omubuulizi 8:14

Marginal References

  • +Mub 7:15
  • +Zb 37:7; 73:12

Omubuulizi 8:15

Marginal References

  • +Zb 100:2
  • +Mub 2:24; 3:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 44

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1996, lup. 26-27

Omubuulizi 8:16

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ng’abantu tebeebaka emisana wadde ekiro.”

Marginal References

  • +Mub 1:13; 7:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 32

Omubuulizi 8:17

Marginal References

  • +Mub 3:11; Bar 11:33
  • +Yob 28:12; Mub 7:24; 11:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 32

General

Mub. 8:2Nge 24:21, 22; Bar 13:1; Tit 3:1; 1Pe 2:13
Mub. 8:22Sa 5:3
Mub. 8:3Mub 10:4
Mub. 8:31Sk 1:5, 7; Nge 20:2
Mub. 8:41Sk 2:24, 25
Mub. 8:5Bar 13:5; 1Pe 3:13
Mub. 8:51Sa 24:12, 13; 26:8-10; Zb 37:7
Mub. 8:6Mub 3:17
Mub. 8:8Zb 89:48
Mub. 8:9Kuv 1:13, 14; Mi 7:3
Mub. 8:10Nge 10:7
Mub. 8:11Zb 10:4, 6
Mub. 8:111Sa 2:22, 23
Mub. 8:12Zb 34:9; 103:13; 112:1; Is 3:10; 2Pe 2:9
Mub. 8:13Zb 37:10; Is 57:21
Mub. 8:13Yob 24:24
Mub. 8:14Mub 7:15
Mub. 8:14Zb 37:7; 73:12
Mub. 8:15Zb 100:2
Mub. 8:15Mub 2:24; 3:12, 13
Mub. 8:16Mub 1:13; 7:25
Mub. 8:17Mub 3:11; Bar 11:33
Mub. 8:17Yob 28:12; Mub 7:24; 11:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Omubuulizi 8:1-17

Omubuulizi

8 Ani alinga omuntu ow’amagezi? Ani amanyi engeri y’okugonjoolamu ekizibu? Amagezi galabisa bulungi omuntu mu maaso, era n’entunula ye embi erongooka.

2 Ŋŋamba nti: “Gondera ebiragiro bya kabaka+ olw’ekirayiro ekyalayirwa mu maaso ga Katonda.+ 3 Toyanguyirizanga kuva mu maaso ge.+ Teweenyigiranga mu kintu kibi;+ kubanga asobola okukola kyonna ky’ayagala, 4 era ekigambo kya kabaka kiba kya nkomeredde;+ ani ayinza okumubuuza nti, ‘Okola ki?’”

5 Oyo akwata ebiragiro tajja kutuukibwako kabi,+ era ow’omutima ogw’amagezi ajja kumanya ekiseera ekituufu n’enkola entuufu.+ 6 Wadde ng’abantu balina ebibatawaanya bingi, buli kintu kirina ekiseera kyakyo n’engeri gye kikolebwamu.+ 7 Okuva bwe kiri nti tewali amanyi kinaabaawo, olwo ani ayinza okumubuulira engeri gye kinaabaawo?

8 Nga bwe watali muntu alina buyinza ku mwoyo* oba asobola kuguziyiza, n’olunaku lw’okufa tewali alulinako buyinza.+ Ng’omusirikale bw’atakkirizibwa kuva mu lutalo, n’ebikolwa ebibi tebisobola kukkiriza abo ababikola okubireka.*

9 Ebyo byonna mbirabye, era omutima gwange ne gulowooza ku ebyo byonna ebikoleddwa wansi w’enjuba, mu kiseera omuntu w’abeeredde n’obuyinza ku munne n’amuyisa bubi.*+ 10 Ababi abaayingiranga era ne bafuluma mu kifo ekitukuvu, nnabalaba nga baziikibwa, naye mangu ddala beerabirwa mu kibuga mwe baakoleranga ebibi.+ Ekyo nakyo butaliimu.

11 Olw’okuba abantu abakola ebibi tebabonerezebwa mangu,+ omutima gw’omuntu kyeguva gumalirira okukola ebintu ebibi.+ 12 Omwonoonyi ne bw’akola ebibi emirundi kikumi era n’awangaala nnyo, nkimanyi nti abo abatya Katonda ow’amazima binaabagenderanga bulungi, olw’okuba bamutya.+ 13 Naye omubi tebijja kumugendera bulungi+ era tajja kwongera ku nnaku ze eziringa ekisiikirize,+ olw’okuba tatya Katonda.

14 Waliwo ekintu ekimalamu amaanyi ekibaawo ku nsi: Abatuukirivu okuyisibwa ng’abakozi b’ebibi,+ n’ababi okuyisibwa ng’abakola eby’obutuukirivu.+ Ŋŋamba nti ekyo nakyo butaliimu.

15 N’olwekyo nnasemba eky’okusanyuka,+ kubanga eri omuntu teri kisinga kulya, kunywa, na kusanyuka; ebyo binaabangawo mu kutegana kwe mu kiseera ky’obulamu+ Katonda ow’amazima bwe yamuwa wansi w’enjuba.

16 Nnamalirira okufuna amagezi n’okulaba byonna ebikolebwa ku nsi,+ nga n’okwebaka seebaka emisana n’ekiro.* 17 Nnalowooza ku byonna Katonda ow’amazima by’akola, ne nkiraba nti omuntu tasobola kutegeera bikolebwa wansi w’enjuba.+ Abantu ne bwe bagezaako batya, tebayinza kubitegeera. Ne bwe bagamba nti basobola okubimanya olw’okuba bagezi nnyo, tebasobola kubitegeera.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share