LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Kozesa buli kakisa k’ofuna (1-8)

        • Suula omugaati gwo ku mazzi (1)

        • Siga ensigo zo okuva ku makya okutuusa akawungeezi (6)

      • Weeyise n’amagezi mu buvubuka bwo (9, 10)

Omubuulizi 11:1

Marginal References

  • +Nge 22:9
  • +Ma 15:10, 11; Nge 19:17; Luk 14:13, 14; Beb 6:10

Omubuulizi 11:2

Marginal References

  • +Zb 37:21; Luk 6:38; 2Ko 9:7; 1Ti 6:18

Omubuulizi 11:4

Marginal References

  • +Nge 20:4

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    2/2014,

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 32

Omubuulizi 11:5

Footnotes

  • *

    Obut., “magumba agali mu nda y’omukazi.”

Marginal References

  • +Zb 139:15
  • +Yob 26:14; Zb 40:5; Mub 8:17; Bar 11:33

Omubuulizi 11:6

Marginal References

  • +Mub 9:10; 2Ko 9:6; Bak 3:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 16

Omubuulizi 11:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 31

Omubuulizi 11:8

Marginal References

  • +Mub 5:18; 8:15
  • +Mub 12:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 31

Omubuulizi 11:9

Marginal References

  • +Mub 3:17; 12:14; Bar 2:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2004, lup. 23-24

    11/1/1991, lup. 3-4

Omubuulizi 11:10

Marginal References

  • +Zb 25:7; 2Ti 2:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 31

    5/1/2004, lup. 23-24

General

Mub. 11:1Nge 22:9
Mub. 11:1Ma 15:10, 11; Nge 19:17; Luk 14:13, 14; Beb 6:10
Mub. 11:2Zb 37:21; Luk 6:38; 2Ko 9:7; 1Ti 6:18
Mub. 11:4Nge 20:4
Mub. 11:5Zb 139:15
Mub. 11:5Yob 26:14; Zb 40:5; Mub 8:17; Bar 11:33
Mub. 11:6Mub 9:10; 2Ko 9:6; Bak 3:23
Mub. 11:8Mub 5:18; 8:15
Mub. 11:8Mub 12:1
Mub. 11:9Mub 3:17; 12:14; Bar 2:6
Mub. 11:10Zb 25:7; 2Ti 2:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Omubuulizi 11:1-10

Omubuulizi

11 Suula omugaati gwo ku mazzi,+ kubanga oliddamu n’ogulaba nga wayiseewo ennaku nnyingi.+ 2 Ku by’olina gabirako abantu musanvu oba munaana,+ kubanga tomanyi katyabaga kanaagwaawo ku nsi.

3 Ebire bwe bijjula amazzi, bivaamu enkuba n’etonnya ku nsi; n’omuti bwe gugwa ku luuyi olw’ebukiikaddyo oba olw’ebukiikakkono, we gugwa we gusigala.

4 Atunuulira embuyaga talisiga, n’oyo atunuulira ebire talikungula.+

5 Nga bw’otomanyi ngeri mwoyo gye gukolera mu magumba g’omwana ali mu nda y’omukazi,*+ era bw’otyo bw’otomanyi mulimu gwa Katonda ow’amazima, akola ebintu byonna.+

6 Siga ensigo zo ku makya, era towummuza mukono gwo okutuusa akawungeezi,+ kubanga tomanyi zinaamera, oba zino oba ziri, era obanga zonna zinaamera.

7 Ekitangaala kisanyusa, era kiba kirungi amaaso okulaba omusana. 8 Omuntu bw’awangaala emyaka emingi, asaanidde agisanyukiremu gyonna.+ Naye akijjukire nti ennaku ez’obuyinike ziyinza okuba ennyingi; byonna ebinajja butaliimu.+

9 Muvubuka, sanyuka ng’okyali muto era omutima gwo gubeere musanyufu ng’okyali muvubuka. Tambulira mu makubo g’omutima gwo era genda amaaso go gye gakutwala; naye kimanye nti Katonda ow’amazima ajja kukusalira omusango olw’ebyo byonna.+ 10 N’olwekyo, omutima gwo guggyeemu ebintu ebikuteganya, era n’omubiri gwo guggyeemu ebintu eby’akabi, kubanga obuto n’obuvubuka butaliimu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share