LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Kaggayi 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yeekaalu ey’okubiri ya kujjuzibwa ekitiibwa (1-9)

        • Amawanga gonna ga kukankanyizibwa (7)

        • Ebintu eby’omuwendo eby’amawanga bijja kuleetebwa (7)

      • Okuddamu okuzimba yeekaalu kuleeta emikisa (10-19)

        • Obutukuvu tebusobola kuva ku kintu ekimu ne budda ku kirala (10-14)

      • Obubaka eri Zerubbaberi (20-23)

        • “Nja kukufuula ng’empeta eramba” (23)

Kaggayi 2:1

Marginal References

  • +Ezr 5:1; 6:14

Kaggayi 2:2

Marginal References

  • +1By 3:17-19; Zek 4:9
  • +Ezr 1:8
  • +Zek 3:8; 6:11
  • +1By 6:15

Kaggayi 2:3

Footnotes

  • *

    Oba, “yeekaalu.”

Marginal References

  • +1Sk 6:1; Ezr 3:12
  • +Zek 4:10

Kaggayi 2:4

Marginal References

  • +Zek 8:9
  • +Kuv 3:12; Is 43:2; Bar 8:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 15

Kaggayi 2:5

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “era omwoyo gwange bwe gwali guyimiridde mu mmwe.”

Marginal References

  • +Kuv 29:45; 34:10
  • +Zek 4:6
  • +Is 41:10; Zek 8:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 12

Kaggayi 2:6

Marginal References

  • +Beb 12:26, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 14, 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 17

    6/1/2006, lup. 18

    5/1/2006, lup. 8, 12

Kaggayi 2:7

Marginal References

  • +Is 2:2; 60:5, 11
  • +Kuv 40:35; 1Sk 8:11; Is 66:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 14-19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 28

    4/1/2011, lup. 11

    12/1/2007, lup. 17

    2/1/2007, lup. 25-26

    6/1/2006, lup. 18

    5/1/2006, lup. 12

    2/1/2000, lup. 8-13

    8/1/1999, lup. 11

    1/1/1997, lup. 19, 21-22, 24-25, 32

    7/1/1996, lup. 20

    9/1/1995, lup. 16

    1/1/1993, lup. 8-9

    6/1/1988, lup. 4-5

    Okumanya, lup. 180

Kaggayi 2:9

Marginal References

  • +Is 60:13
  • +Zb 85:8; Is 2:4; 60:17, 18; Zek 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 17

    1/1/1997, lup. 19, 32

    7/1/1996, lup. 14-15, 19-20

Kaggayi 2:10

Marginal References

  • +Kag 1:1

Kaggayi 2:11

Marginal References

  • +Mal 2:7

Kaggayi 2:13

Marginal References

  • +Lev 7:21; Kbl 5:2, 3; 9:6; 19:11; 31:19

Kaggayi 2:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 16

    1/1/1997, lup. 27-32

Kaggayi 2:15

Footnotes

  • *

    Obut., “musse omutima gwammwe.”

Marginal References

  • +Ezr 3:10; Zek 4:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 27-32

Kaggayi 2:16

Marginal References

  • +Kag 1:6; Zek 8:10

Kaggayi 2:17

Marginal References

  • +Ma 28:22

Kaggayi 2:18

Footnotes

  • *

    Obut., “Musse omutima gwammwe.”

Marginal References

  • +Ezr 5:2; Zek 8:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 27-32

Kaggayi 2:19

Footnotes

  • *

    Oba, “Mu kinnya ky’emmere?”

Marginal References

  • +Kag 1:6
  • +Nge 3:9, 10; Zek 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 14

Kaggayi 2:20

Marginal References

  • +Kag 2:10

Kaggayi 2:21

Marginal References

  • +Kag 2:6; Beb 12:26, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 17

    5/1/2006, lup. 12

    1/1/1997, lup. 32

Kaggayi 2:22

Marginal References

  • +Is 60:12; Dan 2:44; Zef 3:8
  • +Bal 7:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 17

    5/1/2006, lup. 8, 12

    1/1/1997, lup. 32

Kaggayi 2:23

Marginal References

  • +Ezr 3:8
  • +Mat 1:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 32

General

Kag. 2:1Ezr 5:1; 6:14
Kag. 2:21By 3:17-19; Zek 4:9
Kag. 2:2Ezr 1:8
Kag. 2:2Zek 3:8; 6:11
Kag. 2:21By 6:15
Kag. 2:31Sk 6:1; Ezr 3:12
Kag. 2:3Zek 4:10
Kag. 2:4Zek 8:9
Kag. 2:4Kuv 3:12; Is 43:2; Bar 8:31
Kag. 2:5Kuv 29:45; 34:10
Kag. 2:5Zek 4:6
Kag. 2:5Is 41:10; Zek 8:13
Kag. 2:6Beb 12:26, 27
Kag. 2:7Is 2:2; 60:5, 11
Kag. 2:7Kuv 40:35; 1Sk 8:11; Is 66:12
Kag. 2:9Is 60:13
Kag. 2:9Zb 85:8; Is 2:4; 60:17, 18; Zek 8:12
Kag. 2:10Kag 1:1
Kag. 2:11Mal 2:7
Kag. 2:13Lev 7:21; Kbl 5:2, 3; 9:6; 19:11; 31:19
Kag. 2:15Ezr 3:10; Zek 4:9
Kag. 2:16Kag 1:6; Zek 8:10
Kag. 2:17Ma 28:22
Kag. 2:18Ezr 5:2; Zek 8:9
Kag. 2:19Kag 1:6
Kag. 2:19Nge 3:9, 10; Zek 8:12
Kag. 2:20Kag 2:10
Kag. 2:21Kag 2:6; Beb 12:26, 27
Kag. 2:22Is 60:12; Dan 2:44; Zef 3:8
Kag. 2:22Bal 7:22
Kag. 2:23Ezr 3:8
Kag. 2:23Mat 1:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Kaggayi 2:1-23

Kaggayi

2 Mu mwezi ogw’omusanvu, ku lunaku olw’abiri mu olumu, ekigambo kya Yakuwa kyajjira nnabbi Kaggayi+ nga kigamba nti, 2 “Yogera ne Zerubbaberi+ mutabani wa Seyalutyeri, gavana wa Yuda,+ ne Yoswa+ kabona asinga obukulu, mutabani wa Yekozadaki,+ n’abantu abalala obagambe nti: 3 ‘Ani ku mmwe abasigaddewo eyalaba ennyumba* eno mu kitiibwa kyayo eky’edda?+ Kaakano ebalabikira etya? Temulaba nga terina bw’eri bwe mugigeraageranya ne bwe yali?’+

4 “‘Naye kaakano ggwe Zerubbaberi, naawe Yoswa kabona asinga obukulu, mutabani wa Yekozadaki, mube bavumu,’ Yakuwa bw’agamba.

“‘Nammwe mmwenna abantu b’omu nsi mube bavumu+ era mukole,’ Yakuwa bw’agamba.

“‘Kubanga ndi wamu nammwe,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba. 5 ‘Mujjukire kye nnabasuubiza bwe mwava e Misiri,+ era omwoyo gwange guli mu mmwe.*+ Temutya.’”+

6 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Omulundi omulala gumu—mu kiseera kitono—nja kukankanya eggulu n’ensi n’ennyanja n’olukalu.’+

7 “‘Era nja kukankanya amawanga gonna, ebintu eby’omuwendo eby’amawanga gonna bijje mu nnyumba eno;+ era nja kujjuza ennyumba eno ekitiibwa,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.

8 “‘Ffeeza wange ne zzaabu wange,’ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.

9 “‘Ekitiibwa ennyumba eno ky’enaaba nakyo kijja kusinga eky’eri eyasooka,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.

“‘Era nja kuteeka emirembe mu kifo kino,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.”

10 Ku lunaku olw’abiri mu ennya mu mwezi ogw’omwenda mu mwaka ogw’okubiri ogwa Daliyo, ekigambo kya Yakuwa kyajjira nnabbi Kaggayi+ nga kigamba nti: 11 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Buuza bakabona amateeka kye gagamba:+ 12 “Omuntu bw’asitulira ennyama entukuvu mu kikondoolo ky’ekyambalo kye, ekyambalo kye ne kikoona ku mugaati oba ku nva oba ku mwenge oba ku mafuta oba ku mmere ey’ekika kyonna, ebintu ebyo bifuuka bitukuvu?”’”

Bakabona ne baddamu nti: “Nedda!”

13 Kaggayi era n’abuuza nti: “Omuntu atali mulongoofu olw’okukwata ku mulambo bw’akwata ku bintu ebyo, ebintu ebyo bifuuka ebitali birongoofu?”+

Bakabona ne baddamu nti: “Bifuuka ebitali birongoofu.”

14 Awo Kaggayi n’agamba nti: “‘Abantu bano bwe batyo bwe bali, era eggwanga lino bwe lityo bwe liri mu maaso gange, era n’emirimu gyonna egy’emikono gyabwe bwe gityo bwe giri; byonna bye bawaayo si birongoofu,’ Yakuwa bw’agamba.

15 “‘Naye kaakano okuva leero n’okweyongerayo, mufumiitirize* bwe kyali nga tewannabaawo jjinja liteekebwa ku linnaalyo mu yeekaalu ya Yakuwa;+ 16 omuntu bwe yagendanga ku ntuumu y’emmere ey’empeke ng’asuubira okuggyamu ebigera 20, yaggyangamu 10 byokka; era omuntu bwe yagendanga ku ssogolero okusena ebigera by’omwenge 50, yafunangamu 20 byokka.+ 17 Nnayonoona emirimu gy’emikono gyammwe. Nnaleetera ebirime byammwe okubabuka n’okugengewala,+ era ne bikubwa omuzira, naye tewali n’omu ku mmwe yadda gye ndi,’ Yakuwa bw’agamba.

18 “‘Mufumiitirize* ku kino okuva leero n’okweyongerayo, okuva ku lunaku olw’abiri mu ennya olw’omwezi ogw’omwenda, okuva ku lunaku omusingi gwa yeekaalu ya Yakuwa lwe gwazimbibwa;+ mufumiitirize ku kino: 19 Mu tterekero ly’emmere* mulimu ensigo?+ Omuzabbibu n’omutiini n’omukomamawanga n’omuzeyituuni gibaze? Okuva leero nja kubawa omukisa.’”+

20 Awo ekigambo kya Yakuwa ne kijjira Kaggayi omulundi ogw’okubiri ku lunaku olw’abiri mu ennya mu mwezi ogwo,+ nga kigamba nti: 21 “Gamba Zerubbaberi gavana wa Yuda nti, ‘Ŋŋenda kukankanya eggulu n’ensi.+ 22 Nja kuggyawo entebe za bakabaka era obwakabaka bw’amawanga mbuggyeko obuyinza;+ nja kuzikiriza amagaali n’abagavuga, era embalaasi n’abazeebagala bajja kugwa, buli omu ajja kuttibwa ekitala kya muganda we.’”+

23 “‘Ku lunaku olwo,’ Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Nja kukukozesa ggwe Zerubbaberi+ mutabani wa Seyalutyeri,+ omuweereza wange,’ Yakuwa bw’agamba; ‘era nja kukufuula ng’empeta eramba, kubanga ggwe gwe nnonze,’ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share