LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 77
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala mu biseera eby’obuyinike

        • Okufumiitiriza ku bikolwa bya Katonda (11, 12)

        • “Ai Katonda, eriyo katonda omukulu nga ggwe?” (13)

Zabbuli 77:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2By 35:15

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2023

Zabbuli 77:1

Marginal References

  • +Zb 34:6; Nge 15:29

Zabbuli 77:2

Marginal References

  • +Zb 18:6; 50:15

Zabbuli 77:3

Footnotes

  • *

    Obut., “omwoyo gwange ne guzirika.”

Marginal References

  • +Zb 42:5
  • +Zb 143:4

Zabbuli 77:5

Marginal References

  • +Zb 143:5; Is 51:9

Zabbuli 77:6

Footnotes

  • *

    Obut., “Omwoyo gwange gunoonyereza.”

Marginal References

  • +Zb 42:8
  • +Zb 77:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 77:7

Marginal References

  • +Zb 74:1
  • +Zb 79:5

Zabbuli 77:9

Marginal References

  • +Is 49:14; 63:15

Zabbuli 77:10

Footnotes

  • *

    Oba, “kye kinfumita.”

Marginal References

  • +Zb 31:22

Zabbuli 77:12

Marginal References

  • +1By 16:9; Zb 143:5

Zabbuli 77:13

Marginal References

  • +Kuv 15:11; Zb 89:8

Zabbuli 77:14

Marginal References

  • +Zb 72:18; Kub 15:3
  • +Kuv 9:16; Is 52:10; Dan 3:29; 6:26, 27

Zabbuli 77:15

Footnotes

  • *

    Obut., “omukono gwo.”

Marginal References

  • +Kuv 6:6; Ma 9:29

Zabbuli 77:16

Marginal References

  • +Kuv 14:21; Yos 3:16; Zb 114:1-3

Zabbuli 77:17

Marginal References

  • +2Sa 22:15; Zb 144:6

Zabbuli 77:18

Marginal References

  • +Zb 29:3
  • +Zb 97:4
  • +Kuv 19:18; 2Sa 22:8

Zabbuli 77:19

Marginal References

  • +Nek 9:10, 11; Kab 3:15

Zabbuli 77:20

Footnotes

  • *

    Obut., “Ng’okozesa omukono gwa.”

Marginal References

  • +Kuv 13:21; Zb 78:52
  • +Is 63:11; Bik 7:35, 36

General

Zab. 77:obugambo obuli waggulu2By 35:15
Zab. 77:1Zb 34:6; Nge 15:29
Zab. 77:2Zb 18:6; 50:15
Zab. 77:3Zb 42:5
Zab. 77:3Zb 143:4
Zab. 77:5Zb 143:5; Is 51:9
Zab. 77:6Zb 42:8
Zab. 77:6Zb 77:12
Zab. 77:7Zb 74:1
Zab. 77:7Zb 79:5
Zab. 77:9Is 49:14; 63:15
Zab. 77:10Zb 31:22
Zab. 77:121By 16:9; Zb 143:5
Zab. 77:13Kuv 15:11; Zb 89:8
Zab. 77:14Zb 72:18; Kub 15:3
Zab. 77:14Kuv 9:16; Is 52:10; Dan 3:29; 6:26, 27
Zab. 77:15Kuv 6:6; Ma 9:29
Zab. 77:16Kuv 14:21; Yos 3:16; Zb 114:1-3
Zab. 77:172Sa 22:15; Zb 144:6
Zab. 77:18Zb 29:3
Zab. 77:18Zb 97:4
Zab. 77:18Kuv 19:18; 2Sa 22:8
Zab. 77:19Nek 9:10, 11; Kab 3:15
Zab. 77:20Kuv 13:21; Zb 78:52
Zab. 77:20Is 63:11; Bik 7:35, 36
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 77:1-20

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ku Yedusuni.* Zabbuli ya Asafu.+ Oluyimba.

77 Nja kukoowoola Katonda n’eddoboozi lyange;

Nja kukoowoola Katonda, era ajja kumpulira.+

 2 Olunaku lwe mbeera mu buyinike nnoonya Yakuwa.+

Ekiro nnyimusa emikono gyange gy’ali awatali kugissa.

Sisobola kubudaabudibwa.

 3 Bwe nzijukira Katonda, nsinda;+

Nneeraliikirira ne nzigwaamu amaanyi.*+ (Seera)

 4 Toganya maaso gange kuzibirira;

Nnina ennaku era sisobola kwogera.

 5 Ndowooza ku nnaku ez’edda,+

Ndowooza ku myaka egy’edda ennyo.

 6 Ekiro nzijukira oluyimba lwange;+

Nfumiitiriza mu mutima gwange,+

Nnoonyereza* n’obwegendereza nsobole okutegeera.

 7 Yakuwa alitusuula eri emirembe n’emirembe?+

Taliddamu kutulaga kisa?+

 8 Okwagala kwe okutajjulukuka kuggwereddewo ddala?

Kye yasuubiza tekirituukirira emirembe n’emirembe?

 9 Katonda yeerabidde okulaga ekisa,+

Oba obusungu bwe bumuleetedde okulekera awo okulaga obusaasizi? (Seera)

10 Ŋŋambenga nti: “Kino kye kinnakuwaza:*+

Oyo Asingayo Okuba Waggulu agaanye okutuyamba?”

11 Nja kujjukiranga ebikolwa bya Ya;

Nja kujjukiranga ebintu ebyewuunyisa bye wakolanga edda.

12 Nja kulowoozanga ku bikolwa byo byonna,

Era nja kufumiitirizanga ku bye wakola.+

13 Ai Katonda, amakubo go matukuvu.

Ai Katonda, eriyo katonda omukulu nga ggwe?+

14 Ggwe Katonda ow’amazima akola ebyewuunyisa.+

Oyolesezza amaanyi go eri amawanga.+

15 Okozesezza amaanyi go* n’onunula abantu bo,+

Abaana ba Yakobo n’aba Yusufu. (Seera)

16 Ai Katonda, ennyanja yakulaba;

Ennyanja yakulaba n’esiikuuka.+

Obuziba bw’ennyanja bwafuukuuka.

17 Ebire byafukumula amazzi.

Eggulu eryali likutte ebire lyabwatuka,

Obusaale bwo ne buyitiŋŋana.+

18 Okubwatuka kwo+ kwali ng’omusinde gwa nnamuziga z’eggaali;

Okumyansa kw’eggulu kwamulisa ensi;+

Ensi yajugumira n’ekankana.+

19 Wayita mu nnyanja,+

Ekkubo lyo lyali mu mazzi amangi;

Naye tewali yasobola kulaba we wayita.

20 Abantu bo wabakulembera ng’ekisibo,+

Ng’okozesa* Musa ne Alooni.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share