LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 42
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omuweereza wa Katonda n’ebyo by’alikola (1-9)

        • ‘Yakuwa lye linnya lyange’ (8)

      • Oluyimba olupya olutendereza Yakuwa (10-17)

      • Isirayiri muzibe era kiggala (18-25)

Isaaya 42:1

Marginal References

  • +Is 52:13
  • +Is 49:7; Luk 9:35
  • +Mat 3:17; Yok 6:27; 2Pe 1:17
  • +Is 61:1; Mat 3:16
  • +Mat 12:15-18

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 80

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 22

    10/1/1993, lup. 4

Isaaya 42:2

Marginal References

  • +Zek 9:9; Mat 12:16, 19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2021, lup. 4

    Yesu—Ekkubo, lup. 64, 80-81

Isaaya 42:3

Marginal References

  • +Mat 11:28, 29; Beb 2:17
  • +Is 11:3, 4; Mat 12:20; Yok 5:30; Kub 19:11

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2017, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2015, lup. 8

    1/15/2009, lup. 22-23

    6/15/2008, lup. 6

    7/1/1995, lup. 8-9

    10/1/1993, lup. 4

    Yesu—Ekkubo, lup. 80-81

Isaaya 42:4

Footnotes

  • *

    Oba, “obulagirizi bwe.”

Marginal References

  • +Is 9:7; 49:8

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 80-81

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 23

Isaaya 42:5

Marginal References

  • +Is 40:22, 26
  • +Yer 10:12
  • +Lub 2:7; Bik 17:24, 25
  • +Yob 12:10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

Isaaya 42:6

Marginal References

  • +Is 49:8
  • +Is 49:6; Luk 2:29-32; Yok 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 21-23

    6/1/2005, lup. 19

    10/1/1993, lup. 4

Isaaya 42:7

Marginal References

  • +Is 35:5
  • +Is 61:1; 1Pe 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 23-24

Isaaya 42:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Ekitiibwa kyange sikigabana na mulala yenna.”

Marginal References

  • +Kuv 34:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2014, lup. 4

Isaaya 42:9

Marginal References

  • +Is 41:23; 43:19; 2Pe 1:21

Isaaya 42:10

Marginal References

  • +Zb 96:1; 98:1; Kub 14:3
  • +Is 44:23
  • +Is 51:5

Isaaya 42:11

Marginal References

  • +Is 35:1
  • +Lub 25:13; Is 60:7

Isaaya 42:12

Marginal References

  • +Zb 22:27; Is 24:15; 66:19

Isaaya 42:13

Marginal References

  • +Is 59:17
  • +Kuv 15:3
  • +1Sa 2:10

Isaaya 42:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1988, lup. 7

Isaaya 42:15

Footnotes

  • *

    Oba, “embalama z’ennyanja.”

Marginal References

  • +Zb 107:33; Is 44:27; 50:2

Isaaya 42:16

Marginal References

  • +Is 29:18; 35:5; Yer 31:8
  • +Is 30:21
  • +Is 60:1, 20
  • +Is 40:4

Isaaya 42:17

Footnotes

  • *

    Oba, “ebisaanuuse.”

Marginal References

  • +Is 44:10, 11; 45:16

Isaaya 42:18

Marginal References

  • +Is 6:9, 10; 43:8

Isaaya 42:19

Marginal References

  • +Is 56:10; Yer 4:22; Ezk 12:2

Isaaya 42:20

Marginal References

  • +Ezk 33:31

Isaaya 42:22

Marginal References

  • +Ma 28:15, 33; Yer 50:17
  • +Zb 102:19, 20
  • +Ma 28:29, 52

Isaaya 42:24

Footnotes

  • *

    Oba, “bulagirizi bwe.”

Marginal References

  • +Bal 2:12, 14; 2By 15:3, 6; Zb 106:41

Isaaya 42:25

Marginal References

  • +Ma 32:22; Nak 1:6
  • +Is 9:13; Yer 5:3; Kos 7:9
  • +Is 57:11

General

Is. 42:1Is 52:13
Is. 42:1Is 49:7; Luk 9:35
Is. 42:1Mat 3:17; Yok 6:27; 2Pe 1:17
Is. 42:1Is 61:1; Mat 3:16
Is. 42:1Mat 12:15-18
Is. 42:2Zek 9:9; Mat 12:16, 19
Is. 42:3Mat 11:28, 29; Beb 2:17
Is. 42:3Is 11:3, 4; Mat 12:20; Yok 5:30; Kub 19:11
Is. 42:4Is 9:7; 49:8
Is. 42:5Is 40:22, 26
Is. 42:5Yer 10:12
Is. 42:5Lub 2:7; Bik 17:24, 25
Is. 42:5Yob 12:10
Is. 42:6Is 49:8
Is. 42:6Is 49:6; Luk 2:29-32; Yok 8:12
Is. 42:7Is 35:5
Is. 42:7Is 61:1; 1Pe 2:9
Is. 42:8Kuv 34:14
Is. 42:9Is 41:23; 43:19; 2Pe 1:21
Is. 42:10Zb 96:1; 98:1; Kub 14:3
Is. 42:10Is 44:23
Is. 42:10Is 51:5
Is. 42:11Is 35:1
Is. 42:11Lub 25:13; Is 60:7
Is. 42:12Zb 22:27; Is 24:15; 66:19
Is. 42:13Is 59:17
Is. 42:13Kuv 15:3
Is. 42:131Sa 2:10
Is. 42:15Zb 107:33; Is 44:27; 50:2
Is. 42:16Is 29:18; 35:5; Yer 31:8
Is. 42:16Is 30:21
Is. 42:16Is 60:1, 20
Is. 42:16Is 40:4
Is. 42:17Is 44:10, 11; 45:16
Is. 42:18Is 6:9, 10; 43:8
Is. 42:19Is 56:10; Yer 4:22; Ezk 12:2
Is. 42:20Ezk 33:31
Is. 42:22Ma 28:15, 33; Yer 50:17
Is. 42:22Zb 102:19, 20
Is. 42:22Ma 28:29, 52
Is. 42:24Bal 2:12, 14; 2By 15:3, 6; Zb 106:41
Is. 42:25Ma 32:22; Nak 1:6
Is. 42:25Is 9:13; Yer 5:3; Kos 7:9
Is. 42:25Is 57:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 42:1-25

Isaaya

42 Laba! Omuweereza wange+ gwe mpanirira!

Oyo gwe nnalonda,+ gwe nsanyukira!+

Mmutaddemu omwoyo gwange;+

Alireeta obwenkanya mu mawanga.+

 2 Talireekaana wadde okuyimusa eddoboozi lye,

Era eddoboozi lye teririwulirwa mu luguudo.+

 3 Olumuli olwatiseyatise talirumenya,

N’olutambi oluzimeera taliruzikiza.+

Mu bwesigwa alireeta obwenkanya.+

 4 Talizimeera era talyatikayatika; alissaawo obwenkanya mu nsi.+

Era ebizinga birindirira amateeka ge.*

 5 Bw’ati Katonda ow’amazima, Yakuwa, bw’agamba,

Oyo eyatonda eggulu era eyalibamba,+

Eyayanjuluza ensi era eyakola byonna ebigiriko.+

Awa abantu abagiriko omukka gwe bassa+

Era awa abo abagitambulirako omwoyo:+

 6 “Nze Yakuwa, nkuyise mu butuukirivu;

Nkukutte ku mukono.

Nja kukukuuma era nja kukuwaayo ng’endagaano eri abantu+

Era ng’ekitangaala ky’amawanga,+

 7 Okuzibula amaaso agaaziba,+

Okuggya omusibe mu kaduukulu,

N’okuggya mu kkomera abo abatudde mu kizikiza.+

 8 Nze Yakuwa. Eryo lye linnya lyange;

Ekitiibwa kyange sirina mulala gwe nkiwa,*

N’ettendo lyange siriwa bifaananyi byole.+

 9 Laba, ebintu ebyasooka biyise;

Kaakano nnangirira ebintu ebipya.

Nga tebinnabaawo, mbibabuulira.”+

10 Muyimbire Yakuwa oluyimba olupya,+

Muyimbe ettendo lye okuva ensi gy’ekoma,+

Mmwe abasaabala ku nnyanja era ne byonna ebigirimu,

Mmwe ebizinga n’ababibeerako.+

11 Eddungu n’ebibuga byamu ka biyimuse eddoboozi lyabyo,+

Ebitundu Kedali+ gy’abeera.

Abatuuze b’oku lwazi ka boogerere waggulu n’essanyu;

Ka baleekaanire ku ntikko z’ensozi.

12 Ka bawe Yakuwa ekitiibwa

Era balangirire ettendo lye mu bizinga.+

13 Yakuwa alifuluma ng’omusajja ow’amaanyi.+

Alizuukusa obumalirivu bwe ng’omulwanyi.+

Alireekaana, aliraya enduulu z’olutalo;

Alyeraga nti wa maanyi okusinga abalabe be.+

14 “Nsirise okumala ekiseera kiwanvu.

Nsirise era ne nneefuga.

Okufaananako omukazi azaala,

Ndisinda, ndiwejjawejja, era ndissa ebikkowe.

15 Ndyonoona ensozi n’obusozi

Era ndikaza ebimera byakwo byonna.

Ndifuula emigga ebizinga*

Era ndikaliza ebidiba by’amazzi.+

16 Ndikulemberamu abazibe b’amaaso ne mbayisa mu kkubo lye batamanyi+

Ndibatambuliza mu bukubo bwe batamanyi.+

Ekizikiza ekiri mu maaso gaabwe ndikifuula kitangaala+

Era ebifo ebirimu ebisirikko ndibifuula bya museetwe.+

Ebyo bye ndibakolera, era siribaabulira.”

17 Abo abeesiga ebifaananyi ebyole,

Abo abagamba ebifaananyi eby’ekyuma* nti: “Mmwe bakatonda baffe,”+

Balizzibwa emabega era baliswazibwa.

18 Muwulirize mmwe bakiggala;

Mutunule mulabe mmwe bamuzibe.+

19 Ani muzibe? Si ye muweereza wange?

Ani kiggala ng’omubaka gwe ntuma?

Ani azibye amaaso ng’oyo aweebwa empeera?

Ani azibye amaaso ng’omuweereza wa Yakuwa?+

20 Olaba ebintu bingi naye teweetegereza.

Otega amatu naye towulira.+

21 Ku lw’obutuukirivu bwe,

Yakuwa kimusanyusa okulaga nti amateeka ga waggulu era nti ga kitiibwa.

22 Naye abantu bano banyagibwa era babbibwa;+

Bonna basuuliddwa mu bunnya era bakwekeddwa mu makomera.+

Banyagiddwa ne wataba abanunula,+

Era babbiddwa ne wataba agamba nti: “Mubakomyewo!”

23 Ani mu mmwe aliwulira kino?

Ani alissaayo omwoyo n’ayiga ebirimuyamba mu biseera eby’omu maaso?

24 Ani awaddeyo Yakobo okunyagibwa,

Era awaddeyo Isirayiri eri abanyazi?

Si ye Yakuwa, Oyo gwe baajeemera?

Baagaana okutambulira mu makubo ge,

Tebaagondera mateeka ge.*+

25 Kyeyavanga afuka obusungu ku Isirayiri,

Obusungu bwe n’ekiruyi ky’olutalo.+

Olutalo lwayokya buli kintu ekyali kimwetoolodde, naye teyassaayo mwoyo.+

Olutalo lwamwokya, naye n’ateefiirayo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share