LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 35
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala ekwata ku kununulibwa mu mukono gw’abalabe

        • Abalabe bajja kugobebwa (5)

        • Okutendereza Katonda mu bantu abangi (18)

        • Okukyayibwa awatali nsonga (19)

Zabbuli 35:1

Marginal References

  • +1Sa 24:15
  • +Zb 3:7

Zabbuli 35:2

Footnotes

  • *

    Engabo entono zaateranga kukwatibwa balasi ba busaale.

Marginal References

  • +Kuv 15:3
  • +Is 42:13

Zabbuli 35:3

Footnotes

  • *

    Oba, “n’embazzi yo ey’emitwe ebiri.”

Marginal References

  • +1Sa 23:26
  • +Is 12:2

Zabbuli 35:4

Marginal References

  • +Yer 17:18

Zabbuli 35:5

Marginal References

  • +Kuv 14:19, 20; Is 37:36

Zabbuli 35:8

Marginal References

  • +Zb 57:6; 141:10

Zabbuli 35:10

Marginal References

  • +Zb 18:17
  • +Zb 40:17; Nge 22:22, 23

Zabbuli 35:11

Marginal References

  • +Zb 27:12; Mat 26:59

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 14

Zabbuli 35:12

Marginal References

  • +1Sa 19:4, 5; 20:33; Yer 18:20

Zabbuli 35:13

Footnotes

  • *

    Oba, “bwe zaakomangawo mu kifuba kyange.”

Zabbuli 35:16

Marginal References

  • +Zb 37:12

Zabbuli 35:17

Footnotes

  • *

    Obut., “bwokka bwe nnina.”

Marginal References

  • +Kab 1:13
  • +Zb 142:6
  • +Zb 22:20; 57:4

Zabbuli 35:18

Marginal References

  • +Zb 22:22

Zabbuli 35:19

Marginal References

  • +Zb 69:4; Yok 15:24, 25
  • +Nge 6:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 31-32

Zabbuli 35:20

Marginal References

  • +Zb 31:13; Yer 11:19; Mat 26:4

Zabbuli 35:22

Marginal References

  • +Zb 28:1
  • +Zb 10:1; 71:12

Zabbuli 35:24

Marginal References

  • +Zb 26:1; 96:13

Zabbuli 35:25

Marginal References

  • +Zb 41:1, 2

Zabbuli 35:27

Marginal References

  • +Zb 84:11; 149:4

Zabbuli 35:28

Footnotes

  • *

    Oba, “lunaafumiitirizanga.”

Marginal References

  • +Zb 51:14
  • +Zb 71:24

General

Zab. 35:11Sa 24:15
Zab. 35:1Zb 3:7
Zab. 35:2Kuv 15:3
Zab. 35:2Is 42:13
Zab. 35:31Sa 23:26
Zab. 35:3Is 12:2
Zab. 35:4Yer 17:18
Zab. 35:5Kuv 14:19, 20; Is 37:36
Zab. 35:8Zb 57:6; 141:10
Zab. 35:10Zb 18:17
Zab. 35:10Zb 40:17; Nge 22:22, 23
Zab. 35:11Zb 27:12; Mat 26:59
Zab. 35:121Sa 19:4, 5; 20:33; Yer 18:20
Zab. 35:16Zb 37:12
Zab. 35:17Kab 1:13
Zab. 35:17Zb 142:6
Zab. 35:17Zb 22:20; 57:4
Zab. 35:18Zb 22:22
Zab. 35:19Zb 69:4; Yok 15:24, 25
Zab. 35:19Nge 6:12, 13
Zab. 35:20Zb 31:13; Yer 11:19; Mat 26:4
Zab. 35:22Zb 28:1
Zab. 35:22Zb 10:1; 71:12
Zab. 35:24Zb 26:1; 96:13
Zab. 35:25Zb 41:1, 2
Zab. 35:27Zb 84:11; 149:4
Zab. 35:28Zb 51:14
Zab. 35:28Zb 71:24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 35:1-28

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

35 Ai Yakuwa, mpolereza nga mpoza n’abalabe bange;+

Lwanyisa abo abannwanyisa.+

 2 Kwata engabo yo entono* n’ennene,+

Ojje onnyambe.+

 3 Abo abankijjanya+ bagalulire effumu lyo n’embazzi yo.*

Ŋŋamba nti: “Nze bulokozi bwo.”+

 4 Abo abaagala okusaanyaawo obulamu bwange ka baswale era bafeebezebwe.+

Abo abasala enkwe okunzikiriza ka baddeyo emabega nga baswadde.

 5 Ka babeere ng’ebisusunku ebitwalibwa embuyaga;

Malayika wa Yakuwa k’abagobe.+

 6 Ekkubo lyabwe ka libeemu enzikiza n’obuseerezi,

Nga malayika wa Yakuwa abagoba.

 7 Kubanga banteze ekitimba awatali nsonga;

Bansimidde ekinnya awatali nsonga.

 8 Akabi ka kabatuukeko nga tebamanyi;

Ekitimba kye bateze ka kibakwase;

Ka bakigwemu bazikirire.+

 9 Naye nze nja kusanyuka olw’ebyo Yakuwa by’akoze;

Nja kujaganya olw’ebikolwa bye eby’obulokozi.

10 Amagumba gange gonna gajja kugamba nti:

“Ai Yakuwa, ani alinga ggwe?

Ateesobola omuwonya abamusinga amaanyi,+

Ateesobola n’omunaku obawonya abo ababanyaga.”+

11 Abajulizi ab’ettima bavaayo,+

Ne bambuuza ebintu bye sirina kye mmanyiiko.

12 Mu birungi bansasulamu bibi,+

Bandeetera okuwulira ng’afiiriddwa.

13 Naye bwe baali abalwadde, nnayambala ebibukutu;

Nneerumya ne nsiiba,

Era essaala zange bwe zitaddibwangamu,*

14 Nnatambulatambulanga nga nkungubaga ng’akungubagira mukwano gwange oba muganda wange;

Nnakutama olw’ennaku ng’omuntu akungubagira nnyina.

15 Naye bwe nneesittala, baasanyuka ne bakuŋŋaana;

Baakuŋŋaana wamu banteege bankube;

Banjuzaayuza era tebaasirika.

16 Abatatya Katonda banduulira,

Bannumira obugigi.+

17 Ai Yakuwa, olituusa wa okutunula obutunuzi?+

Bwe bannumba, ntaasa.+

Obulamu bwange obw’omuwendo* butaase empologoma envubuka.+

18 Kale nnaakwebazanga nga ndi mu kibiina ekinene;+

Nnaakutenderezanga nga ndi mu bantu abangi.

19 Abo abankyawa awatali nsonga tobakkiriza kusanyukira nnaku yange;

Abo abankyawa awatali nsonga+ tobakkiriza kuntunuuliza bunyoomi.+

20 Kubanga teboogera bigambo bya mirembe;

Naye bateesa eby’obulimba ku bantu ab’emirembe abali mu nsi.+

21 Baasamya akamwa kaabwe okunvunaana,

Nga bagamba nti: “Otyo! Amaaso gaffe gakirabye.”

22 Ai Yakuwa, okirabye. Tosirika.+

Ai Yakuwa, tombeera wala.+

23 Golokoka; situka ontaase.

Yakuwa Katonda wange, mpolereza mu musango gwe mpoza.

24 Ai Yakuwa Katonda wange, nnamula okusinziira ku butuukirivu bwo,+

Tobakkiriza kusanyukira nnaku yange.

25 Ka baleme kugamba nti: “Otyo! Ekyo kye twali twagala.”

Ka baleme kugamba nti: “Tumumize.”+

26 Ka bonna baswale era bakwatibwe ensonyi,

Abo abasanyukira obuyinike bwange.

Abo abanneeguluumirizaako ka bambale obuswavu n’okufeebezebwa.

27 Naye abo abasanyuka olw’obutuukirivu bwange ka boogerere waggulu n’essanyu;

Buli kiseera ka bagambe nti:

“Yakuwa, oyo asanyuka okulaba ng’omuweereza we ali mu mirembe, agulumizibwe.”+

28 Olwo olulimi lwange lunaayogeranga* ku butuukirivu bwo,+

Era lunaakutenderezanga okuzibya obudde.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share