LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 72
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obufuzi obw’emirembe obwa kabaka Katonda gw’ataddewo

        • “Abatuukirivu banaamerukanga” (7)

        • “Anaafuganga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja” (8)

        • Anaawonyanga abantu ebikolwa eby’obukambwe (14)

        • Emmere ey’empeke ejja kuba nnyingi mu nsi (16)

        • Erinnya lya Katonda litenderezebwa emirembe gyonna (19)

Zabbuli 72:obugambo obuli waggulu

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 28-29

    11/1/1996, lup. 6

Zabbuli 72:1

Marginal References

  • +1By 22:11, 12; 29:19; Yer 23:5

Zabbuli 72:2

Marginal References

  • +1Sk 3:9, 28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 29-30

Zabbuli 72:4

Footnotes

  • *

    Obut., “K’alamulenga.”

Marginal References

  • +Is 11:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 29-30

Zabbuli 72:5

Marginal References

  • +Zb 89:36, 37; Luk 1:32, 33; Kub 11:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 30

Zabbuli 72:6

Marginal References

  • +2Sa 23:3, 4; Nge 16:15; 19:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 30

Zabbuli 72:7

Marginal References

  • +Is 61:11
  • +1Sk 4:25; 1By 22:9; Is 2:4; 9:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 30

Zabbuli 72:8

Footnotes

  • *

    Omugga Fulaati.

Marginal References

  • +Kuv 23:31; 1Sk 4:21; Zb 2:8; 22:27, 28; Dan 2:35; Zek 9:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 31

Zabbuli 72:9

Marginal References

  • +Zb 2:9; 110:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 31

Zabbuli 72:10

Marginal References

  • +1Sk 4:21
  • +1Sk 10:1, 2

Zabbuli 72:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 31

Zabbuli 72:13

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 64

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 31-32

Zabbuli 72:15

Marginal References

  • +1Sk 10:10

Zabbuli 72:16

Marginal References

  • +Is 30:23
  • +Is 35:1, 2
  • +1Sk 4:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 32

Zabbuli 72:17

Marginal References

  • +Zb 45:17; 89:35, 36
  • +Lub 22:18; Bag 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 32

Zabbuli 72:18

Marginal References

  • +1By 29:10
  • +Kuv 15:11

Zabbuli 72:19

Marginal References

  • +Kub 5:13
  • +Kbl 14:21; Kab 2:14

Zabbuli 72:20

Marginal References

  • +1Sa 17:58

General

Zab. 72:11By 22:11, 12; 29:19; Yer 23:5
Zab. 72:21Sk 3:9, 28
Zab. 72:4Is 11:4
Zab. 72:5Zb 89:36, 37; Luk 1:32, 33; Kub 11:15
Zab. 72:62Sa 23:3, 4; Nge 16:15; 19:12
Zab. 72:7Is 61:11
Zab. 72:71Sk 4:25; 1By 22:9; Is 2:4; 9:6
Zab. 72:8Kuv 23:31; 1Sk 4:21; Zb 2:8; 22:27, 28; Dan 2:35; Zek 9:10
Zab. 72:9Zb 2:9; 110:1
Zab. 72:101Sk 4:21
Zab. 72:101Sk 10:1, 2
Zab. 72:151Sk 10:10
Zab. 72:16Is 30:23
Zab. 72:16Is 35:1, 2
Zab. 72:161Sk 4:20
Zab. 72:17Zb 45:17; 89:35, 36
Zab. 72:17Lub 22:18; Bag 3:14
Zab. 72:181By 29:10
Zab. 72:18Kuv 15:11
Zab. 72:19Kub 5:13
Zab. 72:19Kbl 14:21; Kab 2:14
Zab. 72:201Sa 17:58
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 72:1-20

Zabbuli

Ekwata ku Sulemaani.

72 Ai Katonda, yigiriza kabaka okulamula,

N’omwana wa kabaka muwe obutuukirivu bwo.+

 2 K’awolerezenga abantu bo mu butuukirivu,

Era awolerezenga abantu bo abanaku mu bwenkanya.+

 3 Ensozi ka zireeterenga abantu emirembe,

N’obusozi buleetenga obutuukirivu.

 4 K’alwanirirenga* abanaku mu bantu,

Alokolenga abaana b’abaavu,

Asaanyengawo abakumpanya.+

 5 Banaakutyanga ebbanga lyonna enjuba ly’eneemala nga weeri

N’ebbanga lyonna omwezi lye gunaamala nga weeguli,

Emirembe n’emirembe.+

 6 Anaabanga ng’enkuba etonnya ku muddo ogusaayiddwa,

Ng’enkuba efukirira ensi.+

 7 Mu nnaku ze abatuukirivu bajja kumeruka,+

Era emirembe ginaabanga mingi nnyo+ okutuusa omwezi lwe guliba nga tegukyaliwo.

 8 Anaafuganga okuva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja

N’okuva ku Mugga* okutuuka ensi gy’ekoma.+

 9 Ababeera mu ddungu banaamuvunnamiranga,

N’abalabe be banaakombanga enfuufu.+

10 Bakabaka b’e Talusiisi n’ab’oku bizinga banaaleetanga amakula.+

Bakabaka b’e Seba n’ab’e Seeba banaaleetanga ebirabo.+

11 Bakabaka bonna banaamuvunnamiranga,

N’amawanga gonna ganaamuweerezanga.

12 Kubanga anaanunulanga abaavu abawanjaga,

N’abanaku era na buli atalina amuyamba.

13 Anaasaasiranga abanaku n’abaavu,

Era anaawonyanga obulamu bw’abaavu.

14 Anaabawonyanga okunyigirizibwa era n’ebikolwa eby’obukambwe,

Era omusaayi gwabwe gunaabanga gwa muwendo nnyo mu maaso ge.

15 K’awangaale era aweebwenga zzaabu ow’e Seba.+

Ka bamusabirenga buli kiseera.

Era ka bamwagalizenga emikisa okuzibya obudde.

16 Wanaabangawo emmere ey’empeke nnyingi mu nsi;+

Eneeyitiriranga obungi ku ntikko z’ensozi.

Ebirime bye binaatintanga ng’emiti gy’omu Lebanooni,+

Era mu bibuga abantu banaabangamu bangi ng’ebimera eby’omu nsi.+

17 Erinnya lye ka libeerewo emirembe n’emirembe;+

Ka litutumuke ebbanga lyonna enjuba ly’eneemala nga weeri.

Abantu ka bafunenga omukisa okuyitira mu ye;+

Amawanga gonna ka gamuyitenga musanyufu.

18 Yakuwa Katonda atenderezebwe, Katonda wa Isirayiri,+

Oyo yekka akola ebintu eby’ekitalo.+

19 Erinnya lye ery’ekitiibwa ka litenderezebwenga emirembe n’emirembe,+

Era ekitiibwa kye ka kijjule ensi yonna.+

Amiina era Amiina.

20 Wano essaala za Dawudi, mutabani wa Yese, we zikoma.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share