LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Timoseewo 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Embeera enzibu mu nnaku ez’enkomerero (1-7)

      • Goberera butiribiri ekyokulabirako kya Pawulo (8-13)

      • “Weeyongere okutambulira mu bintu bye wayiga” (14-17

        • Ebyawandiikibwa byonna byaluŋŋamizibwa Katonda (16)

2 Timoseewo 3:1

Marginal References

  • +Mat 24:3; 1Ti 4:1; 2Pe 3:3; Yud 17, 18

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 32

    Zuukuka!,

    Na. 1 2020 lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 22-23

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2014, lup. 30

    1/1/1995, lup. 3-4, 5-6

    12/1/1992, lup. 16

2 Timoseewo 3:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 22-25, 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1995, lup. 6, 7-11

    Okumanya, lup. 103-104

2 Timoseewo 3:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 29, 30-31

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2017, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2011, lup. 7

    7/15/2009, lup. 12-13

    8/1/2006, lup. 20-21

    1/1/1995, lup. 9-11

    Okumanya, lup. 104

2 Timoseewo 3:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 22-23, 28, 30-31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1995, lup. 11

    2/1/1988, lup. 12-13

2 Timoseewo 3:5

Marginal References

  • +Mat 7:15, 22, 23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 31

    1/1/1995, lup. 11

    Okumanya, lup. 104-105

2 Timoseewo 3:9

Marginal References

  • +Kuv 7:11, 12; 9:11

2 Timoseewo 3:10

Marginal References

  • +1Ko 4:17; 2Ti 1:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 28-29

2 Timoseewo 3:11

Footnotes

  • *

    Oba, “Mukama,” mu Luyonaani, Kyʹri·os.

Marginal References

  • +Bik 13:50
  • +Bik 14:1, 5, 6
  • +Bik 14:19
  • +2Ko 1:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 28-29

2 Timoseewo 3:12

Marginal References

  • +Mat 16:24; Yok 15:20; Bik 14:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

2 Timoseewo 3:13

Marginal References

  • +2Se 2:11; 1Ti 4:1

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 50

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 10

2 Timoseewo 3:14

Marginal References

  • +2Ti 1:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 19-20

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2013, lup. 12

    5/1/2007, lup. 28-30

    7/1/2006, lup. 29-30

    12/1/2000, lup. 15

    8/1/1993, lup. 14

2 Timoseewo 3:15

Marginal References

  • +Nge 22:6
  • +Bik 16:1, 2
  • +Yok 5:39

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 19, 20-22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 16

    5/1/2007, lup. 28-30

    7/1/2006, lup. 29-30

    12/1/2000, lup. 15

    12/1/1996, lup. 22

    2/1/1995, lup. 17-18

    3/1/1989, lup. 5-6

    Essanyu mu Maka, lup. 53

2 Timoseewo 3:16

Marginal References

  • +Yok 14:26; 2Pe 1:21
  • +Bar 15:4
  • +1Ko 10:11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 1

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2016, lup. 24

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 182-183

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2013, lup. 12-16

    10/1/2009, lup. 21

    5/1/2006, lup. 26-27

    3/1/2002, lup. 26-27

2 Timoseewo 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 26-27

    1/1/2000, lup. 24-26

    11/1/1994, lup. 17

General

2 Tim. 3:1Mat 24:3; 1Ti 4:1; 2Pe 3:3; Yud 17, 18
2 Tim. 3:5Mat 7:15, 22, 23
2 Tim. 3:9Kuv 7:11, 12; 9:11
2 Tim. 3:101Ko 4:17; 2Ti 1:13
2 Tim. 3:11Bik 13:50
2 Tim. 3:11Bik 14:1, 5, 6
2 Tim. 3:11Bik 14:19
2 Tim. 3:112Ko 1:10
2 Tim. 3:12Mat 16:24; Yok 15:20; Bik 14:22
2 Tim. 3:132Se 2:11; 1Ti 4:1
2 Tim. 3:142Ti 1:13
2 Tim. 3:15Nge 22:6
2 Tim. 3:15Bik 16:1, 2
2 Tim. 3:15Yok 5:39
2 Tim. 3:16Yok 14:26; 2Pe 1:21
2 Tim. 3:16Bar 15:4
2 Tim. 3:161Ko 10:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Timoseewo 3:1-17

2 Timoseewo

3 Naye tegeera kino nti mu nnaku ez’enkomerero,+ ebiseera biriba bizibu nnyo. 2 Kubanga abantu baliba beeyagala bokka, nga baagala nnyo ssente, nga beepanka, nga ba malala, nga bavvoola, nga tebagondera bazadde baabwe, nga tebeebaza, nga si beesigwa, 3 nga tebaagala ba luganda lwabwe, nga tebakkiriza kukkaanya, nga bawaayiriza, nga tebeefuga, nga bakambwe, nga tebaagala bintu birungi, 4 nga ba nkwe, nga bakakanyavu, nga beegulumiza, nga baagala eby’amasanyu mu kifo ky’okwagala Katonda, 5 era nga bawa ekifaananyi nti beemalidde ku Katonda naye nga bye bakola tebiraga nti bamwemaliddeko;+ era bano beewalenga. 6 Mu abo mwe muva abasajja abagenda mu mayumba nga balimba abantu mu ngeri ey’obukujjukujju ne batwala mu busibe abakazi abanafu era abajjudde ebibi, abatwalirizibwa okwegomba okutali kumu, 7 abayiga bulijjo naye nga tebayinza kutegeerera ddala mazima.

8 Nga Yane ne Yambere bwe baawakanya Musa, bano nabo bawakanya amazima. Endowooza y’abasajja bano yayonoonekera ddala, era tebasiimibwa kubanga tebatambulira mu kukkiriza. 9 Naye tebajja kweyongera kukola bwe batyo, kubanga obusirusiru bwabwe bujja kweyoleka eri abantu bonna era ng’obusirusiru bw’abasajja abo ababiri bwe bweyoleka.+ 10 Naye ggwe ogoberedde butiribiri okuyigiriza kwange, empisa zange,+ ekiruubirirwa kyange, okukkiriza kwange, obugumiikiriza bwange, okwagala kwange, n’okugumiikiriza kwange. 11 Ate era omanyi okubonaabona kwe nnayitamu mu Antiyokiya,+ mu Ikoniyo,+ ne mu Lusitula;+ nnagumiikiriza okuyigganyizibwa okwo kwonna, era Mukama waffe* yannunula.+ 12 Mu butuufu, abo bonna abaagala okutambulira mu bulamu obw’okwemalira ku Katonda ng’abagoberezi ba Kristo Yesu, bajja kuyigganyizibwanga.+ 13 Naye abantu ababi n’abalimba bajja kweyongerera ddala okuba ababi, nga babuzaabuza abalala era nga nabo babuzaabuzibwa.+

14 Naye ggwe, weeyongere okutambulira mu bintu bye wayiga era bye wakkiriza nti bituufu,+ kubanga omanyi abantu abaabikuyigiriza, 15 era okuva mu buwere+ wamanya ebyawandiikibwa ebitukuvu+ ebisobola okukufuula omugezi n’ofuna obulokozi okuyitira mu kukkiririza mu Kristo Yesu.+ 16 Buli Kyawandiikibwa kyaluŋŋamizibwa Katonda,+ era kigasa mu kuyigiriza,+ mu kunenya, mu kutereeza ebintu, ne mu kukangavvula mu butuukirivu,+ 17 omuntu wa Katonda abenga n’obusobozi, era ng’alina byonna bye yeetaaga okusobola okukola buli mulimu omulungi.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share