LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Abeefeso 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Enjogera ennungi n’enneeyisa ennungi (1-5)

      • Mutambule ng’abaana b’ekitangaala (6-14)

      • Mujjuzibwe omwoyo (15-20)

        • Mukozese bulungi ebiseera byammwe (16)

      • Okubuulirira eri abaami n’abakyala (21-33)

Abeefeso 5:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 5:48; Luk 6:36

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 24-27

    11/1/2005, lup. 23-24

Abeefeso 5:2

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “yabaagala.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ku lwammwe.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 16:14
  • +Yok 13:34; 1Yo 3:23
  • +Kuv 29:18

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 28

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 300

Abeefeso 5:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 5:11; Bak 3:5
  • +1Se 4:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1994, lup. 3-4

    11/1/1991, lup. 7

Abeefeso 5:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 3:8
  • +1Se 5:18

Abeefeso 5:5

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 15:28, 29
  • +1Ti 3:8; Tit 1:7
  • +1Ko 6:9, 10; Bag 5:19, 21

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 6

    4/1/1988, lup. 11-12

Abeefeso 5:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 5:16; Yok 12:36
  • +1Pe 2:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 5-6

Abeefeso 5:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bag 5:22, 23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2002, lup. 14-15

    9/1/1992, lup. 19-24

Abeefeso 5:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 12:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 44

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2003, lup. 19-21

Abeefeso 5:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 13:12, 13; 2Ko 6:14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2002, lup. 26

Abeefeso 5:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bef 2:1; Bak 2:13
  • +Yok 8:12

Abeefeso 5:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 35

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    11/2007, lup. 1

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2001, lup. 32

Abeefeso 5:16

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “nga mwegulira ebiseera.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 4:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 26-31

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 11

    5/1/2001, lup. 32

    10/1/2000, lup. 27-28

    12/1/1992, lup. 21

Abeefeso 5:17

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 12:2; 1Se 4:3; 1Pe 4:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2016, lup. 14-16

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2011, lup. 21

    12/1/1992, lup. 21

Abeefeso 5:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 5:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2011, lup. 20-21

Abeefeso 5:19

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yak 5:13
  • +Zb 33:2, 3
  • +Bik 16:25; Bak 3:16

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2011, lup. 20-21

    2/1/1995, lup. 5

Abeefeso 5:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Se 5:18
  • +Bak 3:17

Abeefeso 5:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Baf 2:3; 1Pe 5:5

Abeefeso 5:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 3:18; Tit 2:4, 5; 1Pe 3:1

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 26-27

    3/1/2007, lup. 14-18

    Okumanya, lup. 135-136

Abeefeso 5:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 7:2
  • +1Ko 11:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 20

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 99-100

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 8

    3/1/2007, lup. 12, 18

Abeefeso 5:24

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 26-27

    3/1/2007, lup. 18

Abeefeso 5:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Pe 3:7
  • +Bik 20:28

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2016, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2015, lup. 23

    7/15/2009, lup. 8

    5/15/2009, lup. 19-20

    5/1/2007, lup. 24

    3/1/2007, lup. 12

    10/1/2006, lup. 10

    Okumanya, lup. 134-135

Abeefeso 5:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 17:17

Abeefeso 5:27

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Tit 2:13, 14
  • +Bef 1:4; Bak 1:21, 22

Abeefeso 5:28

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 20

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 136-137

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 30

    5/1/2007, lup. 24, 25-26

    3/1/2007, lup. 12-13

Abeefeso 5:29

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 4

    Na. 3 2019 lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 19

    8/15/2008, lup. 27

    5/1/2007, lup. 24, 25-26

    3/1/2007, lup. 12-13

Abeefeso 5:30

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 12:5; Bef 1:22, 23

Abeefeso 5:31

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “n’asigala ne.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 2:24; Mat 19:5

Abeefeso 5:32

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bef 1:9, 10; Bak 1:26, 27
  • +Bef 3:5, 6

Abeefeso 5:33

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 3:19
  • +1Pe 3:5, 6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 4

    Na. 6 2016 lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 20

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2015, lup. 9

    8/15/2008, lup. 27

    5/1/2007, lup. 26-27

    10/1/2006, lup. 10

    8/1/1999, lup. 29-30

    9/1/1992, lup. 8

    2/1/1991, lup. 22

    Okumanya, lup. 144

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 137

Ebirala

Bef. 5:1Mat 5:48; Luk 6:36
Bef. 5:21Ko 16:14
Bef. 5:2Yok 13:34; 1Yo 3:23
Bef. 5:2Kuv 29:18
Bef. 5:31Ko 5:11; Bak 3:5
Bef. 5:31Se 4:3
Bef. 5:4Bak 3:8
Bef. 5:41Se 5:18
Bef. 5:5Bik 15:28, 29
Bef. 5:51Ti 3:8; Tit 1:7
Bef. 5:51Ko 6:9, 10; Bag 5:19, 21
Bef. 5:8Mat 5:16; Yok 12:36
Bef. 5:81Pe 2:9
Bef. 5:9Bag 5:22, 23
Bef. 5:10Bar 12:2
Bef. 5:11Bar 13:12, 13; 2Ko 6:14
Bef. 5:14Bef 2:1; Bak 2:13
Bef. 5:14Yok 8:12
Bef. 5:16Bak 4:5
Bef. 5:17Bar 12:2; 1Se 4:3; 1Pe 4:2
Bef. 5:18Is 5:11
Bef. 5:19Yak 5:13
Bef. 5:19Zb 33:2, 3
Bef. 5:19Bik 16:25; Bak 3:16
Bef. 5:201Se 5:18
Bef. 5:20Bak 3:17
Bef. 5:21Baf 2:3; 1Pe 5:5
Bef. 5:22Bak 3:18; Tit 2:4, 5; 1Pe 3:1
Bef. 5:23Bar 7:2
Bef. 5:231Ko 11:3
Bef. 5:251Pe 3:7
Bef. 5:25Bik 20:28
Bef. 5:26Yok 17:17
Bef. 5:27Tit 2:13, 14
Bef. 5:27Bef 1:4; Bak 1:21, 22
Bef. 5:30Bar 12:5; Bef 1:22, 23
Bef. 5:31Lub 2:24; Mat 19:5
Bef. 5:32Bef 1:9, 10; Bak 1:26, 27
Bef. 5:32Bef 3:5, 6
Bef. 5:33Bak 3:19
Bef. 5:331Pe 3:5, 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abeefeso 5:1-33

Abeefeso

5 N’olwekyo, mukoppe Katonda+ ng’abaana abaagalwa, 2 era mutambulirenga mu kwagala+ nga Kristo bwe yatwagala*+ ne yeewaayo ku lwaffe* okuba ekiweebwayo era okuba ssaddaaka, evvumbe eddungi eri Katonda.+

3 Ebikolwa eby’obugwenyufu* n’obutali bulongoofu obwa buli ngeri n’omululu tebirina na kwogerwako mu mmwe,+ nga bwe kigwanira abantu abatukuvu;+ 4 newakubadde ebikolwa ebikwasa ensonyi, oba okwogera eby’ekisirusiru, oba okusaaga okw’obuwemu,+—ebintu ebitasaana—wabula okwebazanga Katonda.+ 5 Kubanga kino mukimanyi era mukitegeera nti tewali muntu akola eby’obugwenyufu*+ oba atali mulongoofu oba ow’omululu,+ ekitegeeza oyo asinza ebifaananyi, alisikira Obwakabaka bwa Kristo era obwa Katonda.+

6 Temukkiriza muntu yenna kubalimba ng’akozesa ebigambo ebitaliimu, kubanga olw’ebintu ng’ebyo obusungu bwa Katonda bujja kwolekezebwa abantu abajeemu. 7 N’olwekyo temussa kimu nabo; 8 kubanga mwaliko mu kizikiza, naye kati muli mu kitangaala+ olw’okuba muli ba Mukama waffe.+ Mweyongere okutambula ng’abaana b’ekitangaala, 9 kubanga ebibala by’ekitangaala bibaamu obulungi n’obutuukirivu n’amazima ebya buli kika.+ 10 Mufubenga okumanya ebyo ebikkirizibwa+ Mukama waffe; 11 era mulekere awo okwenyigira mu bikolwa ebitagasa eby’ekizikiza;+ wabula mubivumirire. 12 Kubanga ebintu bye bakola mu kyama bikwasa ensonyi okwogerako. 13 Kaakano ebintu byonna ebyanikibwa mu lwatu, ekitangaala kye kibyoleka, kubanga buli kintu ekiba kyoleseddwa kiba kitangaala. 14 Kyekiva kigambibwa nti: “Zuukuka, Ggwe eyeebase, yimuka ove mu bafu,+ era Kristo ajja kukwakira.”+

15 Kale mwegendereze nnyo engeri gye mutambulamu; temutambula ng’abatalina magezi wabula ng’abalina amagezi, 16 nga mukozesa bulungi ebiseera byammwe,*+ kubanga ennaku zino mbi. 17 N’olw’ensonga eyo, mulekere awo okubeera abasirusiru, naye mutegeerenga Yakuwa* ky’ayagala.+ 18 Era temutamiiranga mwenge+ kubanga muvaamu ebikolwa ebibi ennyo, naye mujjuzibwenga omwoyo. 19 Buli omu ayogerenga ne munne ng’akozesa zabbuli, ennyimba ezitendereza Katonda, n’ennyimba ez’eby’omwoyo, nga mukooloobya+ era nga muyimbira Yakuwa*+ mu mitima gyammwe,+ 20 nga bulijjo mwebaza+ Katonda era Kitaffe olw’ebintu byonna mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo.+

21 Buli omu agonderenga munne+ olw’okutya Kristo. 22 Abakyala bagonderenga abaami baabwe+ nga bwe bagondera Mukama waffe, 23 kubanga omwami gwe mutwe gwa mukyala we+ era nga Kristo bw’ali omutwe gw’ekibiina,+ era nga ye mulokozi w’omubiri guno. 24 Mu butuufu, ng’ekibiina bwe kigondera Kristo n’abakyala bwe batyo bagonderenga abaami baabwe mu buli kintu. 25 Abaami mweyongere okwagala bakyala bammwe+ nga Kristo bwe yayagala ekibiina ne yeewaayo ku lwakyo,+ 26 asobole okukitukuza ng’akinaaza n’amazzi okuyitira mu kigambo,+ 27 alyoke akireete gy’ali mu kitiibwa kyakyo, nga tekiriiko bbala oba olufunyiro oba ekintu kyonna ekiringa ebyo,+ naye nga kitukuvu era nga tekiriiko kamogo.+

28 N’abaami bwe batyo kibagwanidde okwagalanga bakyala baabwe nga bwe baagala emibiri gyabwe. Omusajja ayagala mukyala we aba yeeyagala kennyini, 29 kubanga tewali muntu yali akyaye mubiri gwe, naye aguliisa era agulabirira, nga Kristo bw’akola eri ekibiina, 30 kubanga tuli bitundu bya mubiri gwe.+ 31 “Omusajja kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina n’anywerera ku* mukazi we, era ababiri abo banaabanga omubiri gumu.”+ 32 Ekyama kino ekitukuvu kikulu nnyo.+ Kaakano njogera ku Kristo n’ekibiina.+ 33 Wadde kiri kityo, buli omu ku mmwe agwanidde okwagalanga mukyala we+ nga bwe yeeyagala kennyini; n’omukyala asaanidde okussaamu ennyo omwami we ekitiibwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza