LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 1 Abakkolinso 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okubuulira kwa Pawulo mu Kkolinso (1-5)

      • Amagezi ga Katonda gasinga amalala gonna (6-10)

      • Omuntu ow’omubiri n’omuntu ow’eby’omwoyo (11-16)

1 Abakkolinso 2:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 1:17
  • +Bef 3:5, 6; Bak 2:2

1 Abakkolinso 2:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bag 6:14

1 Abakkolinso 2:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 27

1 Abakkolinso 2:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 15:18, 19; 1Ko 4:20; 1Se 1:5

1 Abakkolinso 2:6

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “nteekateeka y’ebintu eno.” Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ko 14:20; Bef 4:13; Beb 5:14
  • +1Ko 15:24

1 Abakkolinso 2:7

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ng’enteekateeka y’ebintu eno.” Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 16:25, 26; Bef 3:8, 9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 189-198

    5/1/1995, lup. 17

1 Abakkolinso 2:8

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “b’enteekateeka y’ebintu eno.” Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 7:48; Bik 13:27, 28

1 Abakkolinso 2:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 64:4

1 Abakkolinso 2:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 16:17; Mak 4:11; Bef 3:5; 2Ti 1:9, 10; 1Pe 1:12
  • +Yok 14:26; 1Yo 2:27
  • +Bar 11:33

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2010, lup. 20-24

    11/1/2007, lup. 27-29

1 Abakkolinso 2:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1994, lup. 12

1 Abakkolinso 2:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 15:26

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 63-64

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 53-55

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 13

    7/15/2010, lup. 3-4

    10/1/2006, lup. 22

    4/1/2004, lup. 22-26

    9/1/1999, lup. 15

    12/1/1994, lup. 8-12

    4/1/1988, lup. 6, 10

1 Abakkolinso 2:13

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “tukwataganya.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bak 2:8
  • +Yok 16:13

1 Abakkolinso 2:14

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “tafuna.”

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2018, lup. 19

1 Abakkolinso 2:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 8:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2018, lup. 19-20

1 Abakkolinso 2:16

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 40:13
  • +Bar 15:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2018, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2015, lup. 13

    10/15/2010, lup. 3-7

    7/15/2008, lup. 27

    8/1/2007, lup. 3-6

    4/1/2002, lup. 19

    3/1/2000, lup. 3-17

Ebirala

1 Kol. 2:11Ko 1:17
1 Kol. 2:1Bef 3:5, 6; Bak 2:2
1 Kol. 2:2Bag 6:14
1 Kol. 2:4Bar 15:18, 19; 1Ko 4:20; 1Se 1:5
1 Kol. 2:61Ko 14:20; Bef 4:13; Beb 5:14
1 Kol. 2:61Ko 15:24
1 Kol. 2:7Bar 16:25, 26; Bef 3:8, 9
1 Kol. 2:8Yok 7:48; Bik 13:27, 28
1 Kol. 2:9Is 64:4
1 Kol. 2:10Mat 16:17; Mak 4:11; Bef 3:5; 2Ti 1:9, 10; 1Pe 1:12
1 Kol. 2:10Yok 14:26; 1Yo 2:27
1 Kol. 2:10Bar 11:33
1 Kol. 2:12Yok 15:26
1 Kol. 2:13Bak 2:8
1 Kol. 2:13Yok 16:13
1 Kol. 2:15Bar 8:5
1 Kol. 2:16Is 40:13
1 Kol. 2:16Bar 15:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 2:1-16

1 Abakkolinso

2 Era bwe nnajja gye muli ab’oluganda, sajja kubawuniikiriza na bigambo+ oba na magezi nga nnangirira gye muli ekyama kya Katonda ekitukuvu.+ 2 Bwe nnali nammwe nnasalawo obutassa birowoozo byange ku kintu kirala kyonna okuggyako ku Yesu Kristo eyakomererwa.+ 3 Nnajja gye muli mu bunafu, mu kutya, ne mu kukankana okw’amaanyi; 4 mu bye nnayogeranga ne bye nnabuuliranga temwalimu bigambo bisendasenda eby’amagezi, wabula nnayolesa omwoyo gwa Katonda n’amaanyi ge,+ 5 okukkiriza kwammwe kuleme kwesigama ku magezi g’abantu wabula ku maanyi ga Katonda.

6 Kaakano twogera bya magezi eri abo abakuze mu by’omwoyo,+ naye si magezi ag’omu nsi eno,* oba ag’abafuzi b’ensi eno abagenda okuzikirira.+ 7 Wabula twogera ku magezi ga Katonda agali mu kyama ekitukuvu,+ amagezi agaakwekebwa, Katonda ge yateekateeka edda ng’ensi eno* embi tennabaawo, olw’okutuweesa ekitiibwa. 8 Amagezi gano tewali n’omu ku bafuzi b’ensi eno* eyagamanya,+ singa baagamanya tebandikomeredde Mukama waffe ow’ekitiibwa. 9 Naye nga bwe kyawandiikibwa: “Eriiso terirabye, n’okutu tekuwulidde, n’omutima gw’omuntu tegulowoozezza ku bintu Katonda by’ategekedde abo abamwagala.”+ 10 Ffe Katonda abitubikkulidde+ okuyitira mu mwoyo gwe,+ kubanga omwoyo gunoonyereza mu bintu byonna, ne mu bintu bya Katonda eby’ebuziba.+

11 Muntu ki amanyi ebintu by’omuntu okuggyako omwoyo gw’omuntu ogumulimu? Bwe kityo, tewali muntu n’omu amanyi bintu bya Katonda okuggyako omwoyo gwa Katonda. 12 Tetwaweebwa mwoyo gwa nsi wabula twaweebwa omwoyo oguva eri Katonda,+ tusobole okumanya ebintu Katonda by’atuwadde olw’ekisa kye. 13 Era ebintu bino tubyogera, si na bigambo ebyayigirizibwa mu magezi g’abantu,+ wabula n’ebyo ebyayigirizibwa omwoyo,+ nga tunnyonnyola* ebintu eby’omwoyo n’ebigambo eby’omwoyo.

14 Naye omuntu ow’omubiri takkiriza* bintu bya mwoyo gwa Katonda kubanga bya busirusiru gy’ali; era tasobola kubimanya kubanga bikeberebwa mu ngeri ya bya mwoyo. 15 Naye omuntu ow’eby’omwoyo akebera ebintu byonna+ kyokka ye kennyini takeberebwa muntu yenna. 16 “Ani ategedde endowooza ya Yakuwa* alyoke amuyigirize?”+ Naye ffe tulina endowooza ya Kristo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza