LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 55
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okuyitibwa okulya n’okunywa eby’obwereere (1-5)

      • Munoonye Yakuwa n’ekigambo kye ekyesigika (6-13)

        • Amakubo ga Katonda ga waggulu okusinga ag’abantu (8, 9)

        • Ekigambo kya Katonda kya kutuukirira (10, 11)

Isaaya 55:1

Marginal References

  • +Zb 42:2; 63:1; Am 8:11; Mat 5:6
  • +Is 41:17
  • +Yow. 3:18
  • +Kub 21:6; 22:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2002, lup. 9

Isaaya 55:2

Footnotes

  • *

    Oba, “ssente ze muteganye okufuna.”

Marginal References

  • +Is 25:6
  • +Zb 36:7, 8; 63:5

Isaaya 55:3

Marginal References

  • +Yak 4:8
  • +Is 61:8
  • +2Sa 7:8, 16; 23:5; Zb 89:28, 29; Yer 33:25, 26; Bik 13:34

Isaaya 55:4

Marginal References

  • +Kub 1:5; 3:14
  • +Dan 9:25; Mat 23:10
  • +Lub 49:10

Indexes

  • Research Guide

    Tutegekeddwa, lup. 13-14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 28

Isaaya 55:5

Marginal References

  • +Zek 8:23
  • +Is 49:3; 60:9

Isaaya 55:6

Marginal References

  • +1By 28:9
  • +Zb 145:18; Yak 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 12-13

Isaaya 55:7

Marginal References

  • +Ezk 18:21; Bik 3:19
  • +Kuv 34:6; 2By 33:12, 13
  • +Kbl 14:18; Zb 103:12, 13; Is 43:25

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 12-13

Isaaya 55:8

Marginal References

  • +Zb 40:5

Isaaya 55:9

Marginal References

  • +Zb 103:11

Isaaya 55:11

Marginal References

  • +Kbl 23:19; Is 46:11
  • +Yos 23:14; Is 45:23
  • +Zb 135:6; Is 46:10

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 283-284

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 5-6

    6/1/2006, lup. 20-21

Isaaya 55:12

Marginal References

  • +Is 35:10
  • +Is 54:13; 66:12
  • +Is 42:11
  • +Is 44:23

Isaaya 55:13

Footnotes

  • *

    Oba, “kirikolera Yakuwa erinnya.”

Marginal References

  • +Is 41:19; 60:13
  • +Yer 33:9

General

Is. 55:1Zb 42:2; 63:1; Am 8:11; Mat 5:6
Is. 55:1Is 41:17
Is. 55:1Yow. 3:18
Is. 55:1Kub 21:6; 22:17
Is. 55:2Is 25:6
Is. 55:2Zb 36:7, 8; 63:5
Is. 55:3Yak 4:8
Is. 55:3Is 61:8
Is. 55:32Sa 7:8, 16; 23:5; Zb 89:28, 29; Yer 33:25, 26; Bik 13:34
Is. 55:4Kub 1:5; 3:14
Is. 55:4Dan 9:25; Mat 23:10
Is. 55:4Lub 49:10
Is. 55:5Zek 8:23
Is. 55:5Is 49:3; 60:9
Is. 55:61By 28:9
Is. 55:6Zb 145:18; Yak 4:8
Is. 55:7Ezk 18:21; Bik 3:19
Is. 55:7Kuv 34:6; 2By 33:12, 13
Is. 55:7Kbl 14:18; Zb 103:12, 13; Is 43:25
Is. 55:8Zb 40:5
Is. 55:9Zb 103:11
Is. 55:11Kbl 23:19; Is 46:11
Is. 55:11Yos 23:14; Is 45:23
Is. 55:11Zb 135:6; Is 46:10
Is. 55:12Is 35:10
Is. 55:12Is 54:13; 66:12
Is. 55:12Is 42:11
Is. 55:12Is 44:23
Is. 55:13Is 41:19; 60:13
Is. 55:13Yer 33:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 55:1-13

Isaaya

55 Mujje, mmwe mmwenna abalumwa ennyonta;+ mujje mufune amazzi!+

Mmwe abatalina ssente mujje mugule mulye!

Mujje mugule omwenge n’amata+ nga temuwaddeeyo ssente era nga temuliiko kye musasudde.+

 2 Lwaki musaasaanyiza ssente ku ebyo ebitali mmere,

Era lwaki mwonoonera omusaala gwammwe* ku ebyo ebitakkusa?

Mumpulirize bulungi, mulye ebirungi,+

Ebya ssava bijja kubaleetera essanyu lingi.+

 3 Mutege okutu mujje gye ndi.+

Mumpulirize, mujja kusigala nga muli balamu,

Era nja kukola nammwe endagaano ey’olubeerera.+

Nja kubalaga okwagala okutajjulukuka ng’okwo kwe nnasuubiza okulaga Dawudi.+

 4 Laba! nnamufuula mujulirwa+ eri amawanga,

Mukulembeze+ era mufuzi+ w’amawanga.

 5 Laba! Oliyita eggwanga ly’otomanyi,

Era ab’eggwanga abatakumanyi baliddukira gy’oli

Olwa Yakuwa Katonda wo,+ Omutukuvu wa Isirayiri,

Kubanga alikugulumiza.+

 6 Munoonye Yakuwa ng’akyayinza okulabika.+

Mumukoowoole ng’akyali kumpi.+

 7 Omubi aleke ekkubo lye+

N’omuntu atali mutuukirivu aleke ebirowoozo bye;

Akomewo eri Yakuwa anaamusaasira,+

Eri Katonda waffe, kubanga ajja kusonyiyira ddala.+

 8 “Ebirowoozo byange si bye birowoozo byammwe,+

N’amakubo gammwe si ge makubo gange,” Yakuwa bw’agamba.

 9 “Ng’eggulu bwe liri waggulu ennyo okusinga ensi,

Bwe gatyo n’amakubo gange bwe gali waggulu ennyo okusinga agammwe,

Era n’ebirowoozo byange bwe biri waggulu ennyo okusinga ebyammwe.+

10 Ng’enkuba n’omuzira bwe bitonnya okuva mu ggulu

Ne bitaddayo okutuusa nga bimaze okunnyikiza ettaka, ebimera ne bimera era ne bibala ebibala,

Ne biwa omusizi ensigo n’omulyi emmere,

11 Bwe kityo n’ekigambo kyange ekiva mu kamwa kange bwe kiriba.+

Tekiridda gye ndi nga kyereere,+

Naye kirikola buli kye njagala,+

Era kirituukiririza ddala ekyo kye nkituma okukola.

12 Kubanga mulifuluma nga musanyuka,+

Era mulikomezebwawo mu mirembe.+

Ensozi n’obusozi birijaganya ne byogerera waggulu n’essanyu nga mutuuse,+

N’emiti gyonna egy’oku ttale girikuba mu ngalo.+

13 Omuti gw’omuberosi gulimera+ mu kifo ky’ebisaka eby’amaggwa,

Omukadasi gulimera mu kifo ky’omwennyango.

Era ekyo kirireetera Yakuwa ettutumu,*+

Akabonero ak’emirembe n’emirembe akataliggwaawo.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share