LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Bamalayika musanvu n’ebibonyoobonyo musanvu (1-8)

        • Oluyimba lwa Musa n’olw’Omwana gw’Endiga (3, 4)

Okubikkulirwa 15:1

Marginal References

  • +Kub 16:1
  • +Kub 16:17

Okubikkulirwa 15:2

Marginal References

  • +1Sk 7:23; Kub 4:6
  • +Kub 2:7
  • +Kub 13:15
  • +Kub 13:18

Okubikkulirwa 15:3

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Kuv 15:1; Ma 31:30
  • +Yok 1:29
  • +Kuv 6:3
  • +Kuv 15:11; Zb 111:2; 139:14
  • +Yer 10:10; 1Ti 1:17
  • +Ma 32:4; Zb 145:17

Indexes

  • Research Guide

    Bye Tuyiga, lup. 13-14

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1996, lup. 17-18

Okubikkulirwa 15:4

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Yer 10:6, 7
  • +Zb 86:9; Mal 1:11

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 282

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1996, lup. 17-18

    1/1/1992, lup. 11-12

Okubikkulirwa 15:5

Marginal References

  • +Bik 7:44; Beb 8:1, 2; 9:11
  • +Kub 11:19

Okubikkulirwa 15:6

Marginal References

  • +Kub 15:1

Okubikkulirwa 15:7

Marginal References

  • +Zb 75:8; Yer 25:15; Kub 14:9, 10

Okubikkulirwa 15:8

Marginal References

  • +Kuv 40:34, 35; 1Sk 8:10, 11; Is 6:4; Ezk 44:4
  • +Kub 15:1

General

Kub. 15:1Kub 16:1
Kub. 15:1Kub 16:17
Kub. 15:21Sk 7:23; Kub 4:6
Kub. 15:2Kub 2:7
Kub. 15:2Kub 13:15
Kub. 15:2Kub 13:18
Kub. 15:3Kuv 15:1; Ma 31:30
Kub. 15:3Yok 1:29
Kub. 15:3Kuv 6:3
Kub. 15:3Kuv 15:11; Zb 111:2; 139:14
Kub. 15:3Yer 10:10; 1Ti 1:17
Kub. 15:3Ma 32:4; Zb 145:17
Kub. 15:4Yer 10:6, 7
Kub. 15:4Zb 86:9; Mal 1:11
Kub. 15:5Bik 7:44; Beb 8:1, 2; 9:11
Kub. 15:5Kub 11:19
Kub. 15:6Kub 15:1
Kub. 15:7Zb 75:8; Yer 25:15; Kub 14:9, 10
Kub. 15:8Kuv 40:34, 35; 1Sk 8:10, 11; Is 6:4; Ezk 44:4
Kub. 15:8Kub 15:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 15:1-8

Okubikkulirwa

15 Ne ndaba akabonero akalala mu ggulu, ak’ekitalo era akeewuunyisa, bamalayika musanvu+ nga balina ebibonyoobonyo musanvu. Bino bye bisembayo, kubanga okuyitira mu byo obusungu bwa Katonda bukomekkerezebwa.+

2 Ne ndaba ekyalabika ng’ennyanja ey’endabirwamu+ ng’etabuddwamu omuliro, ne ndaba n’abo abaawangula+ ensolo n’ekifaananyi kyayo+ n’ennamba y’erinnya lyayo,+ nga bayimiridde okumpi n’ennyanja ey’endabirwamu, nga balina entongooli za Katonda. 3 Ne bayimba oluyimba lwa Musa+ omuddu wa Katonda n’oluyimba lw’Omwana gw’Endiga+ nga bagamba nti:

“Yakuwa* Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna,+ emirimu gyo mikulu era gyewuunyisa.+ Kabaka ow’emirembe+ n’emirembe, amakubo go ga butuukirivu era ga mazima.+ 4 Yakuwa,* ddala ani atalikutya era ataligulumiza linnya lyo? Ggwe wekka ggwe mwesigwa.+ Amawanga gonna galijja mu maaso go+ ne gakusinza, kubanga ebiragiro byo eby’obutuukirivu byoleseddwa.”

5 Oluvannyuma lw’ebyo, ne ndaba ekifo ekitukuvu ekya weema ey’obujulirwa+ nga kigguddwawo mu ggulu.+ 6 Bamalayika omusanvu abaalina ebibonyoobonyo omusanvu+ ne bava mu kifo ekitukuvu nga bambadde engoye eza kitaani, ennyonjo, era ezimasamasa. Era baali beesibye emisipi egya zzaabu mu bifuba byabwe. 7 Ekimu ku biramu ebina ne kiwa bamalayika omusanvu ebibya ebya zzaabu musanvu ebyali bijjudde obusungu bwa Katonda+ abeerawo emirembe n’emirembe. 8 Ekifo ekitukuvu ne kijjula omukka olw’ekitiibwa kya Katonda+ n’olw’amaanyi ge, era tewaali n’omu eyali asobola okuyingira mu kifo ekitukuvu okutuusa ng’ebibonyoobonyo omusanvu ebya bamalayika omusanvu+ bikomekkerezeddwa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share