LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 46
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakobo n’ab’omu nnyumba ye bagenda e Misiri (1-7)

      • Amannya g’abo abaagenda e Misiri (8-27)

      • Yusufu asisinkana Yakobo e Goseni (28-34)

Olubereberye 46:1

Footnotes

  • *

    Oba, “ababe bonna.”

Marginal References

  • +Lub 21:31
  • +Lub 31:42; Kuv 3:6

Olubereberye 46:3

Marginal References

  • +Lub 28:13
  • +Lub 12:1, 2; Kuv 1:7; Ma 26:5

Olubereberye 46:4

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, alibikka amaaso ga Yakobo ng’afudde.

Marginal References

  • +Lub 15:16; 28:15; 47:29, 30; 50:13
  • +Lub 50:1

Olubereberye 46:8

Marginal References

  • +Kuv 1:1-4
  • +Lub 35:23; 1By 5:1

Olubereberye 46:9

Marginal References

  • +Kbl 26:5, 6

Olubereberye 46:10

Marginal References

  • +Lub 29:33
  • +Kbl 26:12, 13; 1By 4:24

Olubereberye 46:11

Marginal References

  • +Lub 29:34
  • +1By 6:16

Olubereberye 46:12

Marginal References

  • +Lub 29:35; Kub 5:5
  • +Lub 38:2-5
  • +Luk 3:23, 33
  • +Lub 38:30
  • +Lub 38:7, 9, 10
  • +Kbl 26:21; 1By 2:5

Olubereberye 46:13

Marginal References

  • +Kbl 26:23, 24; 1By 7:1

Olubereberye 46:14

Marginal References

  • +Lub 30:20
  • +Kbl 26:26

Olubereberye 46:15

Marginal References

  • +Lub 30:21

Olubereberye 46:16

Marginal References

  • +Lub 30:11
  • +Kbl 26:15-17

Olubereberye 46:17

Marginal References

  • +Lub 30:13
  • +Kbl 26:44, 45

Olubereberye 46:18

Marginal References

  • +Lub 29:24

Olubereberye 46:19

Marginal References

  • +Lub 30:24
  • +Lub 35:18

Olubereberye 46:20

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Keriyopolisi.

Marginal References

  • +Lub 41:50
  • +Lub 41:51
  • +Lub 41:52

Olubereberye 46:21

Marginal References

  • +1By 7:6
  • +1By 8:1, 3
  • +1By 7:12
  • +Kbl 26:38-40

Olubereberye 46:23

Footnotes

  • *

    Obut., “Batabani.”

Marginal References

  • +Lub 30:6
  • +Kbl 26:42

Olubereberye 46:24

Marginal References

  • +Lub 30:8
  • +Kbl 26:48, 49

Olubereberye 46:26

Marginal References

  • +Lub 35:10, 11

Olubereberye 46:27

Marginal References

  • +Kuv 1:5; Ma 10:22; Bik 7:14

Olubereberye 46:28

Marginal References

  • +Lub 43:8; 44:18
  • +Lub 45:10; 47:1

Olubereberye 46:29

Footnotes

  • *

    Obut., “n’agwa mu nsingo ye.”

  • *

    Oba, “n’akaabira mu nsingo ye enfunda n’enfunda.”

Olubereberye 46:31

Marginal References

  • +Lub 41:39, 40
  • +Lub 45:19; Bik 7:13

Olubereberye 46:32

Marginal References

  • +Lub 31:17, 18; 47:3
  • +Lub 31:38
  • +Lub 46:6

Olubereberye 46:34

Marginal References

  • +Lub 30:35, 36
  • +Lub 45:17, 18; 47:27
  • +Lub 43:32

General

Lub. 46:1Lub 21:31
Lub. 46:1Lub 31:42; Kuv 3:6
Lub. 46:3Lub 28:13
Lub. 46:3Lub 12:1, 2; Kuv 1:7; Ma 26:5
Lub. 46:4Lub 15:16; 28:15; 47:29, 30; 50:13
Lub. 46:4Lub 50:1
Lub. 46:8Kuv 1:1-4
Lub. 46:8Lub 35:23; 1By 5:1
Lub. 46:9Kbl 26:5, 6
Lub. 46:10Lub 29:33
Lub. 46:10Kbl 26:12, 13; 1By 4:24
Lub. 46:11Lub 29:34
Lub. 46:111By 6:16
Lub. 46:12Lub 29:35; Kub 5:5
Lub. 46:12Lub 38:2-5
Lub. 46:12Luk 3:23, 33
Lub. 46:12Lub 38:30
Lub. 46:12Lub 38:7, 9, 10
Lub. 46:12Kbl 26:21; 1By 2:5
Lub. 46:13Kbl 26:23, 24; 1By 7:1
Lub. 46:14Lub 30:20
Lub. 46:14Kbl 26:26
Lub. 46:15Lub 30:21
Lub. 46:16Lub 30:11
Lub. 46:16Kbl 26:15-17
Lub. 46:17Lub 30:13
Lub. 46:17Kbl 26:44, 45
Lub. 46:18Lub 29:24
Lub. 46:19Lub 30:24
Lub. 46:19Lub 35:18
Lub. 46:20Lub 41:50
Lub. 46:20Lub 41:51
Lub. 46:20Lub 41:52
Lub. 46:211By 7:6
Lub. 46:211By 8:1, 3
Lub. 46:211By 7:12
Lub. 46:21Kbl 26:38-40
Lub. 46:23Lub 30:6
Lub. 46:23Kbl 26:42
Lub. 46:24Lub 30:8
Lub. 46:24Kbl 26:48, 49
Lub. 46:26Lub 35:10, 11
Lub. 46:27Kuv 1:5; Ma 10:22; Bik 7:14
Lub. 46:28Lub 43:8; 44:18
Lub. 46:28Lub 45:10; 47:1
Lub. 46:31Lub 41:39, 40
Lub. 46:31Lub 45:19; Bik 7:13
Lub. 46:32Lub 31:17, 18; 47:3
Lub. 46:32Lub 31:38
Lub. 46:32Lub 46:6
Lub. 46:34Lub 30:35, 36
Lub. 46:34Lub 45:17, 18; 47:27
Lub. 46:34Lub 43:32
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 46:1-34

Olubereberye

46 Awo Isirayiri n’akwata byonna bye yalina* n’agenda. Bwe yatuuka e Beeru-seba,+ n’awaayo ssaddaaka eri Katonda wa Isaaka+ kitaawe. 2 Katonda n’ayogera ne Isirayiri mu kwolesebwa ekiro n’amugamba nti: “Yakobo, Yakobo!” N’amuddamu nti: “Nzuuno!” 3 N’amugamba nti: “Nze Katonda ow’amazima, Katonda wa kitaawo.+ Totya kugenda Misiri kubanga ndikufuulira eyo eggwanga eddene.+ 4 Nze kennyini nja kugenda naawe e Misiri, era nze kennyini nja kukukomyawo,+ era Yusufu aliteeka engalo ze ku maaso go.”*+

5 Ebyo bwe byaggwa, Yakobo n’ava e Beeru-seba, era batabani ba Isirayiri ne batambuliza Yakobo kitaabwe n’abaana baabwe abato ne bakyala baabwe mu magaali Falaawo ge yaweereza okumutambulizaamu. 6 Ne batwala ensolo zaabwe n’ebintu byabwe bye baali bafunye mu nsi ya Kanani. Oluvannyuma Yakobo n’ezzadde lye lyonna ne batuuka e Misiri. 7 Yatwala mu Misiri batabani be ne bazzukulu be ab’obulenzi, ne bawala be ne bazzukulu be ab’obuwala—ezzadde lye lyonna.

8 Gano ge mannya ga batabani ba Isirayiri, kwe kugamba, abaana ba Yakobo abaagenda e Misiri:+ Lewubeeni+ ye yali omwana wa Yakobo omubereberye.

9 Batabani ba Lewubeeni be bano: Kanoki, Palu, Kezulooni, ne Kalumi.+

10 Batabani ba Simiyoni+ be bano: Yemweri, Yamini, Okadi, Yakini, Zokali, ne Sawuli+ omwana w’omukazi Omukanani.

11 Batabani ba Leevi+ be bano: Gerusoni, Kokasi, ne Merali.+

12 Batabani ba Yuda+ be bano: Eli, Onani, Seera,+ Pereezi,+ ne Zeera.+ Kyokka Eli ne Onani baafiira mu nsi ya Kanani.+

Batabani ba Pereezi be bano: Kezulooni ne Kamuli.+

13 Batabani ba Isakaali be bano: Tola, Puva, Yobu, ne Simuloni.+

14 Batabani ba Zebbulooni+ be bano: Seredi, Eroni, ne Yaleeri.+

15 Abo be batabani ba Leeya be yazaalira Yakobo mu Padanalaamu, awamu ne muwala we Dina.+ Batabani ba Yakobo ne bawala be bonna awamu baali 33.

16 Batabani ba Gaadi+ be bano: Zifiyooni, Kagi, Suni, Ezuboni, Eri, Alodi, ne Aleri.+

17 Batabani ba Aseri+ be bano: Imuna, Isuva, Isuvi, Beriya; mwannyinaabwe yali ayitibwa Seera.

Batabani ba Beriya be bano: Keberi ne Malukiyeeri.+

18 Abo be batabani ba Zirupa+ Labbaani gwe yawa Leeya muwala we, era abo Zirupa be yazaalira Yakobo. Bonna awamu baali 16.

19 Batabani ba Laakeeri muka Yakobo be bano: Yusufu+ ne Benyamini.+

20 Batabani ba Yusufu Asenasi+ muwala wa Potifera kabona w’e Oni* be yamuzaalira mu nsi ya Misiri be bano: Manase+ ne Efulayimu.+

21 Batabani ba Benyamini+ be bano: Bera, Bekeri, Asuberi, Gera,+ Naamani, Eki, Losi, Muppimu, Kuppimu,+ ne Aludi.+

22 Abo be batabani ba Laakeeri be yazaalira Yakobo. Bonna awamu baali 14.

23 Mutabani* wa Ddaani+ yali Kusimu.+

24 Batabani ba Nafutaali+ be bano: Yazeeri, Guni, Yezeri, ne Siremu.+

25 Abo be batabani ba Biruka Labbaani gwe yawa Laakeeri muwala we, era abo Biruka be yazaalira Yakobo. Bonna awamu baali abantu musanvu.

26 Abantu bonna abaasibuka mu Yakobo era abaagenda naye e Misiri, nga tobaliddeeko baka batabani be, baali 66.+ 27 Batabani ba Yusufu abaamuzaalirwa mu Misiri baali babiri. Abantu bonna ab’ennyumba ya Yakobo abaagenda e Misiri baali 70.+

28 Yakobo n’atuma Yuda+ okumukulemberamu agende eri Yusufu amutegeeze nti ali mu kkubo agenda Goseni. Bwe baatuuka mu kitundu ky’e Goseni,+ 29 Yusufu n’ateekateeka eggaali lye n’agenda e Goseni okusisinkana Isirayiri kitaawe. Bwe yamweyanjulira, amangu ago n’amugwa mu kifuba* era n’akaaba okumala ekiseera.* 30 Awo Isirayiri n’agamba Yusufu nti: “Kaakano ne bwe nfa; nkulabyeko era nkitegedde nti okyali mulamu.”

31 Awo Yusufu n’agamba baganda be n’ab’omu nnyumba ya kitaawe nti: “Ka ŋŋende eri Falaawo+ mmutegeeze nti, ‘Baganda bange n’ab’omu nnyumba ya kitange abaali mu nsi ya Kanani bazze eno gye ndi.+ 32 Basajja basumba+ era balunzi ba bisolo;+ era baleese ebisibo byabwe n’amagana gaabwe ne byonna bye balina.’+ 33 Era Falaawo bw’anaabayita n’ababuuza nti, ‘Mukola mulimu ki?’ 34 mumuddemu nti, ‘Ffe abaweereza bo awamu ne bajjajjaffe tubadde balunzi ba bisolo okuva mu buto n’okutuuka leero,’+ kibasobozese okubeera mu kitundu ky’e Goseni,+ kubanga buli mulunzi wa ndiga wa muzizo eri Abamisiri.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share