LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Eweema entukuvu, kifo ky’okuweeramu ssaddaaka (1-9)

      • Okulya omusaayi tekikkirizibwa (10-14)

      • Amateeka ku nsolo ezisangibwa nga zifudde (15, 16)

Eby’Abaleevi 17:5

Marginal References

  • +Lev 3:1, 2; 7:11

Eby’Abaleevi 17:6

Footnotes

  • *

    Oba, “erikkakkanya.” Obut., “eriweweeza.”

Marginal References

  • +Lev 3:3-5; 7:29-31

Eby’Abaleevi 17:7

Footnotes

  • *

    Oba, “dayimooni ezifaanana ng’embuzi.”

Marginal References

  • +Ma 32:17; Yos 24:14
  • +Kuv 34:15; Ma 31:16

Eby’Abaleevi 17:9

Marginal References

  • +Lev 1:3; Ma 12:5, 6, 13, 14

Eby’Abaleevi 17:10

Marginal References

  • +Lub 9:4; Lev 3:17; 7:26; 19:26; 1Sa 14:33; Bik 15:20, 29

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 39

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 10-11

    6/1/1992, lup. 16

Eby’Abaleevi 17:11

Marginal References

  • +Lev 17:14; Ma 12:23
  • +Lev 8:15; 16:18
  • +Mat 26:28; Bar 3:25; 5:9; Bef 1:7; Beb 9:22; 13:12; 1Pe 1:2; 1Yo 1:7; Kub 1:5

Indexes

  • Research Guide

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 75

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2004, lup. 9

    6/1/1992, lup. 16

Eby’Abaleevi 17:12

Marginal References

  • +Kuv 12:49
  • +Ma 12:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2004, lup. 9

Eby’Abaleevi 17:13

Marginal References

  • +Ma 12:16; 15:23

Indexes

  • Research Guide

    Bye Tuyiga, lup. 139

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 129

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2004, lup. 9

    11/1/2000, lup. 30

Eby’Abaleevi 17:14

Marginal References

  • +Lev 17:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 39

Eby’Abaleevi 17:15

Marginal References

  • +Kuv 22:31; Ma 14:21
  • +Lev 11:40

Eby’Abaleevi 17:16

Marginal References

  • +Kbl 19:20

General

Leev. 17:5Lev 3:1, 2; 7:11
Leev. 17:6Lev 3:3-5; 7:29-31
Leev. 17:7Ma 32:17; Yos 24:14
Leev. 17:7Kuv 34:15; Ma 31:16
Leev. 17:9Lev 1:3; Ma 12:5, 6, 13, 14
Leev. 17:10Lub 9:4; Lev 3:17; 7:26; 19:26; 1Sa 14:33; Bik 15:20, 29
Leev. 17:11Lev 17:14; Ma 12:23
Leev. 17:11Lev 8:15; 16:18
Leev. 17:11Mat 26:28; Bar 3:25; 5:9; Bef 1:7; Beb 9:22; 13:12; 1Pe 1:2; 1Yo 1:7; Kub 1:5
Leev. 17:12Kuv 12:49
Leev. 17:12Ma 12:23
Leev. 17:13Ma 12:16; 15:23
Leev. 17:14Lev 17:10, 11
Leev. 17:15Kuv 22:31; Ma 14:21
Leev. 17:15Lev 11:40
Leev. 17:16Kbl 19:20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Eby’Abaleevi 17:1-16

Eby’Abaleevi

17 Yakuwa era n’agamba Musa nti: 2 “Yogera ne Alooni ne batabani be n’Abayisirayiri bonna obagambe nti, ‘Kino Yakuwa ky’alagidde:

3 “‘“Omuntu yenna ow’omu nnyumba ya Isirayiri bw’anattiranga ente ennume oba endiga ento ennume oba embuzi mu lusiisira oba ebweru w’olusiisira, 4 mu kifo ky’okugireeta ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu okugiwaayo eri Yakuwa ng’ekiweebwayo mu maaso ga weema ya Yakuwa entukuvu, anaabangako omusango gw’okuyiwa omusaayi. Omuntu oyo anaabanga ayiye omusaayi, era anattibwanga. 5 Kinaabanga kityo Abayisirayiri baleme kuddamu kusalira bisolo byabwe ku ttale, wabula babireetenga eri Yakuwa ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu eri kabona. Banaabiwangayo nga ssaddaaka ez’emirembe eri Yakuwa.+ 6 Kabona anaamansiranga omusaayi ku kyoto kya Yakuwa ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu era n’ayokya amasavu okuba evvumbe eddungi* eri Yakuwa.+ 7 Kale tebaddamu okuwaayo ssaddaaka zaabwe eri dayimooni*+ ze benda nazo.+ Lino tteeka lya lubeerera gye muli, mu mirembe gyammwe gyonna.”’

8 “Mubagambe nti ‘Omuntu yenna ow’omu nnyumba ya Isirayiri oba omugwira abeera mu mmwe anaawangayo ekiweebwayo ekyokebwa oba ssaddaaka, 9 n’atagireeta ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu okugiwaayo eri Yakuwa, anattibwanga.+

10 “‘Omuntu yenna ow’omu nnyumba ya Isirayiri oba omugwira yenna abeera mu mmwe bw’anaalyanga ku musaayi ogw’engeri yonna,+ nja kumwesamba era nja kumutta. 11 Kubanga obulamu buli mu musaayi,+ era ngubawadde okutangirira obulamu bwammwe ku kyoto,+ kubanga omusaayi gwe gutangirira ebibi+ olw’obulamu obugulimu. 12 Eyo ye nsonga lwaki ŋŋambye Abayisirayiri nti: “Tewabanga n’omu ku mmwe alya ku musaayi era n’omugwira abeera mu mmwe+ talyanga omusaayi.”+

13 “‘Omuyisirayiri yenna oba omugwira abeera mu mmwe anaayigganga n’akwata ensolo oba ekinyonyi ekiriibwa, anaayiwanga omusaayi gwakyo+ n’agubikkako ettaka. 14 Obulamu obwa buli kiramu gwe musaayi, kubanga obulamu buli mu musaayi. Kyennava ŋŋamba Abayisirayiri nti: “Temulyanga musaayi gwa kiramu kyonna, kubanga obulamu bwa buli kiramu buli mu musaayi gwakyo. Buli anaagulyanga anattibwanga.”+ 15 Omuntu yenna, k’abe Omuyisirayiri oba omugwira, anaalyanga ennyama y’ensolo esangiddwa ng’efudde oba etaaguddwataaguddwa ensolo ey’omu nsiko,+ anaayozanga ebyambalo bye n’anaaba amazzi, era taabenga mulongoofu okutuusa akawungeezi;+ oluvannyuma anaabanga mulongoofu. 16 Naye bw’ataayozenga byambalo bye era n’atanaaba, anaabonerezebwanga.’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share