LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Zabbuli 150
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Buli kintu ekiramu kitendereze Ya

        • Aleruuya! (1, 6)

Zabbuli 150:1

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

  • *

    Oba, “eriwa obujulirwa ku maanyi ge.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 19:6
  • +Zb 116:19
  • +Zb 19:1

Zabbuli 150:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 107:15; Kub 15:3
  • +Ma 3:24; Zb 145:3

Zabbuli 150:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 81:3
  • +1By 15:28

Zabbuli 150:4

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “nga muzina mwetooloola.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 15:20
  • +Zb 92:1, 3; 144:9
  • +1Sa 10:5

Zabbuli 150:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 6:5; 1By 15:19; 16:5

Zabbuli 150:6

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 5:13

Ebirala

Zab. 150:1Kub 19:6
Zab. 150:1Zb 116:19
Zab. 150:1Zb 19:1
Zab. 150:2Zb 107:15; Kub 15:3
Zab. 150:2Ma 3:24; Zb 145:3
Zab. 150:3Zb 81:3
Zab. 150:31By 15:28
Zab. 150:4Kuv 15:20
Zab. 150:4Zb 92:1, 3; 144:9
Zab. 150:41Sa 10:5
Zab. 150:52Sa 6:5; 1By 15:19; 16:5
Zab. 150:6Kub 5:13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 150:1-6

Zabbuli

150 Mutendereze Ya!*+

Mutendereze Katonda mu kifo kye ekitukuvu.+

Mumutendereze mu bbanga eryoleka amaanyi ge.*+

 2 Mumutendereze olw’emirimu gye egy’amaanyi.+

Mumutendereze olw’amaanyi ge agatenkanika.+

 3 Mumutendereze nga mufuuwa eŋŋombe.+

Mumutendereze nga musuna ekivuga eky’enkoba n’entongooli.+

 4 Mumutendereze nga mukuba obugoma obutono+ era nga muzina.*

Mumutendereze nga musuna ebivuga eby’enkoba+ era nga mufuuwa endere.+

 5 Mumutendereze nga mukuba ebitaasa ebivuga ennyo.

Mumutendereze nga mukuba ebitaasa ebisaala.+

 6 Buli kiramu ekissa—kitendereze Ya.

Mutendereze Ya!*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza