LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 44
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omulyango ogw’ebuvanjuba gwa kusigala nga muggale (1-3)

      • Amateeka agakwata ku bagwira (4-9)

      • Amateeka agakwata ku Baleevi ne bakabona (10-31)

Ezeekyeri 44:1

Marginal References

  • +Ezk 43:1
  • +Ezk 46:1

Ezeekyeri 44:2

Marginal References

  • +Ezk 43:2

Ezeekyeri 44:3

Marginal References

  • +Ma 12:5, 7
  • +Ezk 46:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1999, lup. 24-25

Ezeekyeri 44:4

Marginal References

  • +Is 6:1-3; Ezk 10:4
  • +Ezk 1:27, 28; 3:23

Ezeekyeri 44:5

Marginal References

  • +Ezk 40:4

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 147

Ezeekyeri 44:7

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 149

Ezeekyeri 44:8

Marginal References

  • +Lev 22:2; Kbl 18:2, 3

Ezeekyeri 44:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1999, lup. 22-23

Ezeekyeri 44:10

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Ezk 6:4.

Marginal References

  • +2Sk 23:8, 9; 2By 29:1, 5; Nek 9:34; Yer 23:11; Ezk 8:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1999, lup. 18

Ezeekyeri 44:11

Marginal References

  • +1By 26:1

Ezeekyeri 44:12

Marginal References

  • +Is 9:16; Mal 2:8

Ezeekyeri 44:14

Marginal References

  • +Kbl 18:2, 4

Ezeekyeri 44:15

Marginal References

  • +1Sk 2:35; Ezk 40:46
  • +Ezk 48:9, 11
  • +Lev 3:14-16
  • +Lev 17:6

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 150

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1999, lup. 18

Ezeekyeri 44:16

Marginal References

  • +Ezk 41:21, 22
  • +Kbl 18:7

Ezeekyeri 44:17

Marginal References

  • +Kuv 28:39, 42; 39:27, 28; Lev 16:4

Ezeekyeri 44:18

Marginal References

  • +Kuv 28:40, 42

Ezeekyeri 44:19

Footnotes

  • *

    Obut., “okutukuza abantu.”

Marginal References

  • +Lev 6:10; Ezk 42:14
  • +Ezk 42:13

Ezeekyeri 44:20

Marginal References

  • +Lev 21:1, 5; Ma 14:1

Ezeekyeri 44:21

Marginal References

  • +Lev 10:9

Ezeekyeri 44:22

Marginal References

  • +Lev 21:7
  • +Lev 21:10, 14

Ezeekyeri 44:23

Marginal References

  • +Mal 2:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2007, lup. 23

    3/1/1999, lup. 23-24

    12/1/1988, lup. 19

Ezeekyeri 44:24

Marginal References

  • +Ma 17:9
  • +1By 23:3, 4; 2By 19:8
  • +Lev 23:2

Ezeekyeri 44:25

Marginal References

  • +Lev 21:1-3

Ezeekyeri 44:27

Marginal References

  • +Lev 4:3

Ezeekyeri 44:28

Marginal References

  • +Kbl 18:20; Ma 18:1; Yos 13:14; Ezk 45:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1999, lup. 24

Ezeekyeri 44:29

Marginal References

  • +Lev 2:3
  • +Lev 6:17, 18; 7:1, 6; 1Ko 9:13
  • +Lev 27:21; Kbl 18:14

Ezeekyeri 44:30

Marginal References

  • +Kuv 23:19; Kbl 18:8, 12, 26, 27; Ma 18:4
  • +Kbl 15:20; Nek 10:35-37
  • +Nge 3:9, 10; Mal 3:10

Ezeekyeri 44:31

Marginal References

  • +Kuv 22:31; Lev 22:3, 8

General

Ezk. 44:1Ezk 43:1
Ezk. 44:1Ezk 46:1
Ezk. 44:2Ezk 43:2
Ezk. 44:3Ma 12:5, 7
Ezk. 44:3Ezk 46:2
Ezk. 44:4Is 6:1-3; Ezk 10:4
Ezk. 44:4Ezk 1:27, 28; 3:23
Ezk. 44:5Ezk 40:4
Ezk. 44:8Lev 22:2; Kbl 18:2, 3
Ezk. 44:102Sk 23:8, 9; 2By 29:1, 5; Nek 9:34; Yer 23:11; Ezk 8:5
Ezk. 44:111By 26:1
Ezk. 44:12Is 9:16; Mal 2:8
Ezk. 44:14Kbl 18:2, 4
Ezk. 44:151Sk 2:35; Ezk 40:46
Ezk. 44:15Ezk 48:9, 11
Ezk. 44:15Lev 3:14-16
Ezk. 44:15Lev 17:6
Ezk. 44:16Ezk 41:21, 22
Ezk. 44:16Kbl 18:7
Ezk. 44:17Kuv 28:39, 42; 39:27, 28; Lev 16:4
Ezk. 44:18Kuv 28:40, 42
Ezk. 44:19Lev 6:10; Ezk 42:14
Ezk. 44:19Ezk 42:13
Ezk. 44:20Lev 21:1, 5; Ma 14:1
Ezk. 44:21Lev 10:9
Ezk. 44:22Lev 21:7
Ezk. 44:22Lev 21:10, 14
Ezk. 44:23Mal 2:7
Ezk. 44:24Ma 17:9
Ezk. 44:241By 23:3, 4; 2By 19:8
Ezk. 44:24Lev 23:2
Ezk. 44:25Lev 21:1-3
Ezk. 44:27Lev 4:3
Ezk. 44:28Kbl 18:20; Ma 18:1; Yos 13:14; Ezk 45:4
Ezk. 44:29Lev 2:3
Ezk. 44:29Lev 6:17, 18; 7:1, 6; 1Ko 9:13
Ezk. 44:29Lev 27:21; Kbl 18:14
Ezk. 44:30Kuv 23:19; Kbl 18:8, 12, 26, 27; Ma 18:4
Ezk. 44:30Kbl 15:20; Nek 10:35-37
Ezk. 44:30Nge 3:9, 10; Mal 3:10
Ezk. 44:31Kuv 22:31; Lev 22:3, 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 44:1-31

Ezeekyeri

44 Awo n’anzizaayo ku mulyango gwa yeekaalu ogw’ebweru, ogutunudde ebuvanjuba,+ naye gwali muggale.+ 2 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti: “Omulyango guno gunaabanga muggale. Teguggulwengawo, era tewali muntu yenna anaaguyitangamu; Yakuwa Katonda wa Isirayiri aguyiseemu,+ n’olwekyo gulina okusigala nga muggale. 3 Naye omwami anaagutuulangamu n’aliira emmere mu maaso ga Yakuwa,+ kubanga mwami. Anaayingiriranga mu kisasi ky’oku mulyango, era omwo mw’anaafulumiranga.”+

4 Awo n’ampisa mu mulyango ogw’ebukiikakkono n’antuusa mu maaso ga yeekaalu. Bwe nnatunula, ne ndaba ng’ekitiibwa kya Yakuwa kijjudde yeekaalu ya Yakuwa,+ ne nzika ku maviivi ne nvunnama.+ 5 Awo Yakuwa n’aŋŋamba nti: “Omwana w’omuntu ssaayo omwoyo, weetegereze, era wuliriza bulungi ebyo byonna bye nkugamba ebikwata ku mateeka n’ebiragiro bya yeekaalu ya Yakuwa. Weetegereze nnyo omulyango oguyingira mu yeekaalu n’emiryango gyonna egifuluma mu kifo ekitukuvu.+ 6 Gamba ab’ennyumba ya Isirayiri abajeemu nti, ‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Mmwe ab’ennyumba ya Isirayiri, muyitirizza okukola ebintu eby’omuzizo. 7 Muleeta mu kifo kyange ekitukuvu abagwira abatali bakomole mu mutima ne mu mubiri ne boonoona yeekaalu yange. Muwaayo omugaati gwange, amasavu, n’omusaayi, ng’eno endagaano yange bw’emenyebwa olw’ebikolwa byammwe byonna eby’omuzizo. 8 Temufuddeeyo ku bintu byange ebitukuvu,+ era abalala be muwadde okukola emirimu egy’omu kifo kyange ekitukuvu.”’

9 “‘Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Omugwira yenna abeera mu Isirayiri, atali mukomole mu mutima ne mu mubiri tayingiranga mu kifo kyange ekitukuvu.”’

10 “‘Naye Abaleevi abaawaba ne bagenda ewala okuva we ndi+ ng’Abayisirayiri banvuddeko ne bagoberera ebifaananyi byabwe ebyenyinyaza,* bajja kwolekagana n’ebyo ebinaava mu nsobi zaabwe. 11 Bajja kuweereza mu yeekaalu yange nga be balabirira emiryango gya yeekaalu+ n’okuweereza ku yeekaalu. Be banattiranga abantu ensolo ez’ebiweebwayo ebyokebwa n’eza ssaddaaka, era banaayimiriranga mu maaso g’abantu okubaweereza. 12 Olw’okuba baaweerezanga abantu mu maaso g’ebifaananyi byabwe ebyenyinyaza ne bafuuka enkonge eyaviirako ab’ennyumba ya Isirayiri okwonoona,+ eyo ye nsonga lwaki ngolodde omukono gwange ne ndayira,’ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna, ‘era bajja kwolekagana n’ebyo ebinaava mu nsobi zaabwe. 13 Tebajja kujja mu maaso gange kuweereza nga bakabona bange era tebajja kusemberera kintu kyange kyonna ekitukuvu oba ekisinga obutukuvu, era bajja kuswala olw’ebintu eby’omuzizo bye baakola. 14 Naye nja kubawa obuvunaanyizibwa mu yeekaalu, bakole emirimu gyamu n’ebintu ebirala ebirina okukolebwamu.’+

15 “‘Naye bakabona Abaleevi abaana ba Zadooki,+ abaakolanga emirimu egy’omu yeekaalu yange ng’Abayisirayiri banvuddeko,+ banajjanga mu maaso gange ne bampeereza, era banaayimiriranga mu maaso gange ne bawaayo gye ndi amasavu+ n’omusaayi,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna. 16 ‘Abo be banaayingiranga mu kifo kyange ekitukuvu, era be banaasemberanga awali emmeeza yange okumpeereza;+ banaatuukirizanga obuvunaanyizibwa bwe nnabawa.+

17 “‘Bwe banaayingiranga mu miryango egy’oluggya olw’omunda, banaayambalanga ebyambalo ebya kitaani.+ Tebambalanga byambalo bya byoya by’endiga nga baweereza mu miryango gy’oluggya olw’omunda oba munda mu luggya. 18 Banaasibanga ebiremba ebya kitaani ku mitwe gyabwe, era banaayambalanga empale ennyimpi eza kitaani.+ Tebambalanga kintu kyonna ekibatuuyanya. 19 Bwe banaabanga tebannafuluma kugenda mu luggya olw’ebweru awali abantu, banaayambulangamu ebyambalo byabwe bye baweererezaamu+ ne babiteeka mu bisenge ebitukuvu ebiriirwamu.+ Banaayambalanga ebyambalo ebirala, ebyambalo byabwe bireme okuleeta obutukuvu ku bantu.* 20 Bakabona tebamwangako nviiri zaabwe ku mutwe+ era tebakuzanga nviiri zaabwe ne ziwanvuwa. Naye banaazikendeezangako ne balekako ensaamusaamu. 21 Tebanywanga mwenge nga bayingidde mu luggya olw’omunda.+ 22 Kabona tawasanga nnamwandu oba omukazi eyagattululwa ne bba,+ wabula awasanga omuwala Omuyisirayiri embeerera oba nnamwandu eyali muka kabona.’+

23 “‘Bakabona banaayigirizanga abantu bange enjawulo eriwo wakati w’ekintu ekitukuvu n’ekya bulijjo, n’enjawulo eriwo wakati w’ekirongoofu n’ekitali kirongoofu.+ 24 Banaabanga balamuzi,+ era banaasalanga emisango nga bagoberera amateeka gange.+ Banaakwatanga amateeka gange n’ebiragiro byange ebikwata ku mbaga zange zonna,+ era banaatukuzanga ssabbiiti zange. 25 Kabona tasembereranga mufu yenna, aleme kufuuka atali mulongoofu. Naye asobola okufuuka atali mulongoofu olwa kitaawe, nnyina, mutabani we, muwala we, muganda we, oba mwannyina atali mufumbo.+ 26 Kabona bw’anaamalanga okutukuzibwa, banaamubaliranga ennaku musanvu n’alyoka addamu okuweereza. 27 Ku lunaku lw’anaayingiranga mu kifo ekitukuvu, mu luggya olw’omunda, okuweereza mu kifo ekitukuvu, anaawangayo ekiweebwayo olw’ekibi,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.

28 “‘Buno bwe bunaaba obusika bwabwe: nze busika bwabwe.+ Temubawanga mugabo gwonna mu Isirayiri, kubanga nze mugabo gwabwe. 29 Be banaalyanga ebiweebwayo eby’emmere ey’empeke, ebiweebwayo olw’ekibi,+ n’ebiweebwayo olw’omusango,+ era ebintu byonna ebinaayawulibwangawo okuba ebitukuvu mu Isirayiri binaabanga byabwe.+ 30 Ebisinga obulungi ku bibala byonna ebisooka okwengera ne ku bintu byonna bye muwaayo gye ndi, binaabanga bya bakabona.+ Era bakabona munaabawanga ku buwunga obulimu empulunguse bwe munaasookanga okusekula.+ Ekyo kijja kuweesa amaka gammwe emikisa.+ 31 Bakabona tebalyanga kinyonyi oba ensolo esangiddwa ng’efudde oba etaaguddwataaguddwa.’+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share