LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Abebbulaniya 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Yesu, Omutuukiriza w’okukkiriza kwaffe (1-3)

        • Ekibinja ekinene eky’abajulirwa (1)

      • Tonyooma kukangavvula okuva eri Yakuwa (4-11)

      • Mutereeze amakubo g’ebigere byammwe (12-17)

      • Okusemberera Yerusaalemi eky’omu ggulu (18-29)

Abebbulaniya 12:1

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ekire ekinene eky’abajulirwa.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Beb 3:12
  • +1Ko 9:24, 26; Baf 3:13, 14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2011, lup. 17-18, 20-23

    9/1/2004, lup. 19-20

    10/1/1999, lup. 27, 29-31

    11/1/1992, lup. 7-11

    12/1/1990, lup. 5-6, 16-17

Abebbulaniya 12:2

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 14:6; Bik 5:31; Beb 2:10
  • +Zb 110:1; Beb 10:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 232-233

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2016, lup. 27

    4/2016, lup. 15

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 203-204

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2015

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 5

    7/15/2009, lup. 6

    10/15/2008, lup. 32

    10/1/2006, lup. 24-25

    10/1/2005, lup. 13

    1/1/2005, lup. 27

    9/1/2000, lup. 22-23

    10/1/1999, lup. 31

    5/1/1994, lup. 19-20

    11/1/1992, lup. 7-8

    10/1/1992, lup. 18

    1/1/1991, lup. 8

    12/1/1990, lup. 6

Abebbulaniya 12:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 27:39
  • +Bag 6:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2016, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 32

    1/15/2008, lup. 26-27

    1/1/2005, lup. 27-28

    12/1/1995, lup. 17

    12/1/1990, lup. 6

Abebbulaniya 12:4

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 32

Abebbulaniya 12:5

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2012, lup. 29

    12/1/1990, lup. 6-7

Abebbulaniya 12:6

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

  • *

    Obut., “akuba.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Nge 3:11, 12

Abebbulaniya 12:7

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ey’okutendekebwamu.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Sa 7:14; Beb 2:10
  • +Nge 13:24

Abebbulaniya 12:9

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “bakitaffe ab’emibiri gyaffe.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yak 4:10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2019, lup. 14-15

Abebbulaniya 12:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Pe 1:15, 16

Abebbulaniya 12:11

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “kwa bulumi.”

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1988, lup. 14-15, 18-19

Abebbulaniya 12:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Is 35:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 9

Abebbulaniya 12:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Nge 4:26

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 32

    12/1/1990, lup. 6-7

Abebbulaniya 12:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 34:14; Bar 12:18; 14:19
  • +Bar 6:19; 1Se 4:3, 4; Beb 10:10

Abebbulaniya 12:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 29:18

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 32

    11/1/2006, lup. 26

    12/1/1990, lup. 7

Abebbulaniya 12:16

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 25:32, 34

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 14-15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2013, lup. 28

    5/1/2002, lup. 19-20

    12/1/1990, lup. 7

Abebbulaniya 12:17

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “teyafuna kifo kyayo.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 27:34

Abebbulaniya 12:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 19:12
  • +Kuv 19:18
  • +Kuv 19:16

Abebbulaniya 12:19

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 19:19
  • +Ma 4:11, 12
  • +Kuv 20:18, 19

Abebbulaniya 12:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 19:12, 13

Abebbulaniya 12:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 9:19

Abebbulaniya 12:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 14:1
  • +Kub 21:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    12/1/1990, lup. 7-8

Abebbulaniya 12:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Dan 7:10
  • +Lub 18:25; Zb 94:2; Is 33:22
  • +Beb 12:9
  • +Beb 10:14

Abebbulaniya 12:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ti 2:5; Beb 9:15
  • +Mat 26:27, 28
  • +Lub 4:8, 10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 13-14

Abebbulaniya 12:25

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “temubaako nsonga gye mwekwasa obutagondera.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Beb 1:2; 2:2-4

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2010, lup. 25-26

Abebbulaniya 12:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kuv 19:18
  • +Kag 2:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 18

    5/1/2006, lup. 8

Abebbulaniya 12:27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 32

    6/1/2006, lup. 18

    5/1/2006, lup. 8

Abebbulaniya 12:28

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 11

    5/1/2006, lup. 8

Abebbulaniya 12:29

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 4:24

Ebirala

Beb. 12:1Beb 3:12
Beb. 12:11Ko 9:24, 26; Baf 3:13, 14
Beb. 12:2Yok 14:6; Bik 5:31; Beb 2:10
Beb. 12:2Zb 110:1; Beb 10:12
Beb. 12:3Mat 27:39
Beb. 12:3Bag 6:9
Beb. 12:6Nge 3:11, 12
Beb. 12:72Sa 7:14; Beb 2:10
Beb. 12:7Nge 13:24
Beb. 12:9Yak 4:10
Beb. 12:101Pe 1:15, 16
Beb. 12:12Is 35:3
Beb. 12:13Nge 4:26
Beb. 12:14Zb 34:14; Bar 12:18; 14:19
Beb. 12:14Bar 6:19; 1Se 4:3, 4; Beb 10:10
Beb. 12:15Ma 29:18
Beb. 12:16Lub 25:32, 34
Beb. 12:17Lub 27:34
Beb. 12:18Kuv 19:12
Beb. 12:18Kuv 19:18
Beb. 12:18Kuv 19:16
Beb. 12:19Kuv 19:19
Beb. 12:19Ma 4:11, 12
Beb. 12:19Kuv 20:18, 19
Beb. 12:20Kuv 19:12, 13
Beb. 12:21Ma 9:19
Beb. 12:22Kub 14:1
Beb. 12:22Kub 21:2
Beb. 12:23Dan 7:10
Beb. 12:23Lub 18:25; Zb 94:2; Is 33:22
Beb. 12:23Beb 12:9
Beb. 12:23Beb 10:14
Beb. 12:241Ti 2:5; Beb 9:15
Beb. 12:24Mat 26:27, 28
Beb. 12:24Lub 4:8, 10
Beb. 12:25Beb 1:2; 2:2-4
Beb. 12:26Kuv 19:18
Beb. 12:26Kag 2:6
Beb. 12:29Ma 4:24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 12:1-29

Abebbulaniya

12 N’olwekyo, olw’okuba tulina ekibinja ekinene bwe kityo eky’abajulirwa* ekitwetoolodde, ka tweyambuleko buli kintu kyonna ekizitowa n’ekibi ekyanguwa okutwezingako,+ era ka tudduke n’obugumiikiriza embiro ez’empaka ezituteereddwawo,+ 2 nga twekaliriza Yesu, Omubaka Omukulu era Omutuukiriza w’okukkiriza kwaffe.+ Olw’essanyu eryateekebwa mu maaso ge, yagumira omuti ogw’okubonaabona,* okuswala n’atakutwala ng’ekikulu, era n’atuula ku mukono ogwa ddyo ogw’entebe ya Katonda.+ 3 Mazima ddala, mulowooze nnyo ku oyo eyagumira ebigambo by’ababi ebifeebya+ ebisingisa ababi abo omusango, muleme kukoowa ne mulekulira.+

4 Mu kulwanyisa ekibi ekyo, temulwanangako kutuuka ku kuyiwa musaayi gwammwe, 5 naye mwerabiridde ddala ebigambo ebibabuulirira ng’abaana, ebigamba nti: “Mwana wange, tonyoomanga kukangavvula okuva eri Yakuwa,* era toggwangamu maanyi ng’akugolodde; 6 kubanga abo Yakuwa* b’ayagala b’akangavvula; mu butuufu, abonereza* buli gw’atwala ng’omwana we.”+

7 Bwe muba mubonaabona mugumiikirize, nga mukitwala nti eyo ye ngeri emu ey’okukangavvulwamu.* Katonda abayisa ng’abaana.+ Kubanga mwana ki kitaawe gw’atakangavvula?+ 8 Naye bwe mutakangavvulwa ng’abalala bonna bwe bakangavvulwa, muba baana beeboolereze so si baana ddala. 9 Ate era, bakitaffe* baatukangavvulanga era twabassangamu ekitiibwa. Tetwandisinzeewo nnyo okugondera Kitaffe ow’obulamu bwaffe obw’omwoyo tusobole okuba abalamu?+ 10 Bakitaffe baatukangavvula okumala ekiseera kitono okusinziira ku ekyo kye baalaba nti kirungi, naye ye atukangavvula olw’okutuganyula tusobole okugabana ku butukuvu bwe.+ 11 Kyo kituufu nti okukangavvula kwonna okuba kuweereddwa, mu kiseera ekyo tekulabika nga kwa ssanyu, wabula kwa nnaku;* naye oluvannyuma abo abatendekeddwa okukangavvula okwo, babala ekibala eky’emirembe eky’obutuukirivu.

12 N’olwekyo, munyweze emikono egiragaye n’amaviivi agajugumira,+ 13 mutereeze amakubo g’ebigere byammwe,+ ekiremadde kireme kuggibwa mu nnyingo, wabula kiwonyezebwe. 14 Muluubirirenga okuba mu mirembe n’abantu bonna,+ era muluubirire n’obutukuvu+ kubanga we butali tewali ajja kulaba Mukama waffe. 15 Mwegendereze waleme kubaawo n’omu afiirwa ekisa kya Katonda eky’ensusso; waleme kusibukawo kikolo eky’obutwa ne kireetawo emitawaana era ne kyonoona bangi;+ 16 era mwegendereze waleme kubaawo mu mmwe muntu akola eby’obugwenyufu* oba atasiima bintu bitukuvu nga Esawu eyawaayo omugabo gwe ogw’omwana omubereberye olw’olulya lumu.+ 17 Kubanga mumanyi nti oluvannyuma bwe yayagala okufuna emikisa teyagifuna, wadde nga yafuba nnyo okukyusa endowooza ya kitaawe ng’akaaba amaziga,+ teyasobola kugikyusa.*

18 Temusemberedde lusozi olusobola okukwatibwako,+ olwaka omuliro,+ era oluliko ekire ekikutte, n’ekizikiza eky’amaanyi, ne kibuyaga,+ 19 n’okuvuga kw’ekkondeere,+ n’eddoboozi ly’ebigambo+ abantu lye baawulira ne beegayirira nti waleme kubaawo kigambo kirala kibagambibwa.+ 20 Kubanga baali tebayinza kugumiikiriza kiragiro ekyabagambibwa nti: “N’ensolo enejja ku lusozi eteekwa okukubibwa amayinja n’efa.”+ 21 Ate era, ebyalabibwa byali bya ntiisa nnyo, Musa n’atuuka n’okugamba nti: “Ntidde nnyo era nkankana.”+ 22 Naye musemberedde Olusozi Sayuuni,+ era ekibuga kya Katonda omulamu, Yerusaalemi eky’omu ggulu,+ era n’emitwalo n’emitwalo gya bamalayika 23 abakuŋŋaanye,+ n’ekibiina ky’ababereberye abawandiikiddwa mu ggulu, ne Katonda Omulamuzi wa bonna,+ n’obulamu obw’omwoyo+ obw’abatuukirivu abafuuliddwa abatuukiridde,+ 24 ne Yesu omutabaganya+ w’endagaano empya,+ n’omusaayi ogumansiddwa, ogwogera obulungi okusinga ogwa Abbeeri.+

25 Mufube okulaba nti temugaana kugondera* oyo ayogera. Bwe kiba nti abo abaalemererwa okugondera oyo eyali ku nsi eyali abatuusaako okulabula okuva eri Katonda tebaawonawo, naffe tetujja kuwonawo singa twesamba oyo ayogera ng’ayima mu ggulu.+ 26 Mu kiseera ekyo eddoboozi lye lyakankanya ensi,+ naye kaakano asuubizza nti: “Omulundi omulala gumu nja kukankanya ensi era nkankanye n’eggulu.”+ 27 Ebigambo “omulundi omulala gumu” bitegeeza okuggibwawo kw’ebintu ebinyeenyezebwa, kwe kugamba, ebintu ebikoleddwa, olwo ebyo ebitanyeenyezebwa biryoke bisigalewo. 28 N’olwekyo, nga bwe mulaba nti tugenda kufuna Obwakabaka obutayinza kunyeenyezebwa, ka tweyongere okulagibwa ekisa eky’ensusso mwe tuyinza okuyitira okuweereza Katonda mu buweereza obutukuvu, nga tumutya era nga tumuwa ekitiibwa. 29 Kubanga Katonda waffe muliro ogusaanyaawo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza