LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke (1-16)

Eby’Abaleevi 2:1

Marginal References

  • +Lev 9:17; Kbl 15:2-4
  • +Kuv 29:1-3; Lev 6:14, 15; Kbl 7:13

Eby’Abaleevi 2:2

Footnotes

  • *

    Oba, “erikkakkanya.” Obut., “eriweweeza.”

Marginal References

  • +Kbl 5:25, 26

Eby’Abaleevi 2:3

Marginal References

  • +Lev 7:9, 10
  • +Lev 10:12; Kbl 18:9

Eby’Abaleevi 2:4

Footnotes

  • *

    Obugaati buno bwabangamu ekituli.

Marginal References

  • +Lev 8:26, 28; Kbl 6:13, 19

Eby’Abaleevi 2:5

Marginal References

  • +Lev 6:20, 21

Eby’Abaleevi 2:6

Marginal References

  • +Kbl 28:9

Eby’Abaleevi 2:9

Footnotes

  • *

    Oba, “erikkakkanya.” Obut., “eriweweeza.”

Marginal References

  • +Lev 2:2; 5:11, 12
  • +Kuv 29:38-41; Kbl 28:4-6

Eby’Abaleevi 2:10

Marginal References

  • +Kbl 18:9

Eby’Abaleevi 2:11

Marginal References

  • +Lev 6:14, 17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 19-20

Eby’Abaleevi 2:12

Footnotes

  • *

    Oba, “erikkakkanya.” Obut., “eriweweeza.”

Marginal References

  • +Kuv 23:19; Kbl 15:20; 2By 31:5; Nge 3:9

Eby’Abaleevi 2:13

Marginal References

  • +Ezk 43:23, 24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 20

Eby’Abaleevi 2:14

Footnotes

  • *

    Oba, “ssayiri.”

Marginal References

  • +Kuv 23:16; 34:22; Kbl 28:26

Eby’Abaleevi 2:16

Marginal References

  • +Lev 5:11, 12; 6:14, 15

General

Leev. 2:1Lev 9:17; Kbl 15:2-4
Leev. 2:1Kuv 29:1-3; Lev 6:14, 15; Kbl 7:13
Leev. 2:2Kbl 5:25, 26
Leev. 2:3Lev 7:9, 10
Leev. 2:3Lev 10:12; Kbl 18:9
Leev. 2:4Lev 8:26, 28; Kbl 6:13, 19
Leev. 2:5Lev 6:20, 21
Leev. 2:6Kbl 28:9
Leev. 2:9Lev 2:2; 5:11, 12
Leev. 2:9Kuv 29:38-41; Kbl 28:4-6
Leev. 2:10Kbl 18:9
Leev. 2:11Lev 6:14, 17
Leev. 2:12Kuv 23:19; Kbl 15:20; 2By 31:5; Nge 3:9
Leev. 2:13Ezk 43:23, 24
Leev. 2:14Kuv 23:16; 34:22; Kbl 28:26
Leev. 2:16Lev 5:11, 12; 6:14, 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Eby’Abaleevi 2:1-16

Eby’Abaleevi

2 “‘Omuntu yenna bw’anaabanga ow’okuwaayo ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke+ eri Yakuwa, ekiweebwayo kye kinaabanga kya buwunga obutaliimu mpulunguse, era anaabufukangako amafuta g’ezzeyituuni n’abuteekako n’obubaani obweru.+ 2 Anaakireetanga eri batabani ba Alooni, bakabona, era kabona anaatoolangako olubatu lw’obuwunga obutaliimu mpulunguse, amafuta, n’obubaani bwakyo obweru bwonna, n’abwokera ku kyoto okukiikirira ekiweebwayo kyonna;+ kiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, eky’evvumbe eddungi.* 3 Ekinaasigalangawo ku kiweebwayo eky’emmere ey’empeke kinaabanga kya Alooni ne batabani be,+ ng’ekintu ekitukuvu ennyo+ okuva ku biweebwayo bya Yakuwa ebyokebwa n’omuliro.

4 “‘Bw’onoobanga wa kuwaayo ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekifumbiddwa mu kabiga, kinaabanga kya bugaati obwetooloovu* obutali buzimbulukuse, obuteekeddwamu amafuta g’ezzeyituuni, obukoleddwa mu buwunga obutaliimu mpulunguse, oba kinaabanga kya bugaati obw’oluwewere obutali buzimbulukuse obusiigiddwako amafuta g’ezzeyituuni.+

5 “‘Ekiweebwayo kyo bwe kibanga eky’emmere ey’empeke efumbiddwa ku kikalango,+ kinaabanga kya buwunga obutaliimu mpulunguse obuteekeddwamu amafuta g’ezzeyituuni, nga tebuliimu kizimbulukusa. 6 Kinaamenyebwangamu obutundutundu n’obuyiwako amafuta g’ezzeyituuni.+ Ekyo kiweebwayo eky’emmere ey’empeke.

7 “‘Ekiweebwayo kyo bwe kibanga ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekifumbiddwa mu ntamu, kinaabanga kya buwunga obutaliimu mpulunguse era n’amafuta g’ezzeyituuni. 8 Onooleetanga eri Yakuwa ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekikoleddwa mu bintu ebyo, era kinaawebwanga kabona n’akitwala okumpi n’ekyoto. 9 Kabona anaatoolanga ku kiweebwayo eky’emmere ey’empeke okukiikirira ekiweebwayo kyonna,+ n’akyokera ku kyoto ng’ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, eky’evvumbe eddungi.*+ 10 Ekinaasigalangawo ku kiweebwayo eky’emmere ey’empeke kinaabanga kya Alooni ne batabani be, ng’ekintu ekitukuvu ennyo ku biweebwayo bya Yakuwa ebyokebwa n’omuliro.+

11 “‘Temuwangayo eri Yakuwa ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekirimu ekizimbulukusa,+ kubanga temulina kuwaayo eri Yakuwa kizimbulukusa oba omubisi gw’enjuki ng’ekiweebwayo ekyokebwa n’omuliro.

12 “‘Ebyo muyinza okubiwaayo eri Yakuwa ng’ekiweebwayo eky’ebibala ebibereberye,+ naye tebyokerwanga ku kyoto okuba evvumbe eddungi.*

13 “‘Buli kiweebwayo eky’emmere ey’empeke ky’onoowangayo okiteekangamu omunnyo; era omunnyo gw’endagaano ya Katonda wo tegubulanga mu kiweebwayo kyo eky’emmere ey’empeke. Buli ky’onoowangayo onookiteekangamu omunnyo.+

14 “‘Bw’onoobanga wa kuwaayo eri Yakuwa ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke eky’ebibala ebibereberye, onoowangayo eŋŋaano* eyaakakungulwa, ng’eyokeddwako ku muliro era nga ya mpulunguse, ng’ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke eky’ebibala byo ebibereberye.+ 15 Onookiteekangako amafuta g’ezzeyituuni n’obubaani obweru. Kiweebwayo eky’emmere ey’empeke. 16 Kabona anaayokyanga emu ku ŋŋaano ey’empulunguse n’amafuta g’ezzeyituuni awamu n’obubaani bwonna obweru, okukiikirira ekiweebwayo kyonna,+ ng’ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share