LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abakkolinso 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abakkolinso bakyali ba mubiri (1-4)

      • Katonda y’akuza (5-9)

        • Tukolera wamu ne Katonda (9)

      • Zimbisa ebintu ebitakwata muliro (10-15)

      • Muli yeekaalu ya Katonda (16, 17)

      • Amagezi g’ensi busirusiru eri Katonda (18-23)

1 Abakkolinso 3:1

Marginal References

  • +1Ko 2:15; Bak 1:9
  • +1Ko 14:20

1 Abakkolinso 3:2

Marginal References

  • +Beb 5:12-14

1 Abakkolinso 3:3

Marginal References

  • +Bar 8:7, 8
  • +Bag 5:19, 20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1991, lup. 9-10

1 Abakkolinso 3:4

Marginal References

  • +Bik 18:24, 25

1 Abakkolinso 3:5

Marginal References

  • +2Ko 3:5, 6; Bak 1:23; 1Ti 1:12

1 Abakkolinso 3:6

Marginal References

  • +Bik 18:4
  • +Bik 18:26-28; 19:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 12

1 Abakkolinso 3:7

Marginal References

  • +Bar 9:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 12, 16

1 Abakkolinso 3:8

Footnotes

  • *

    Oba, “balina ekigendererwa kimu.”

Marginal References

  • +Bar 2:6; 1Ko 4:5; Kub 22:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 14

1 Abakkolinso 3:9

Marginal References

  • +Bef 2:22; 1Pe 2:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 3

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2018, lup. 23

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 17

    8/1/1999, lup. 12

    3/1/1988, lup. 12

1 Abakkolinso 3:10

Footnotes

  • *

    Oba, “ow’amagezi.”

Marginal References

  • +Bar 15:20; Beb 6:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 13

1 Abakkolinso 3:11

Marginal References

  • +Zb 118:22; Is 28:16; Mat 21:42; Bef 2:20; 1Pe 2:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 13-14

1 Abakkolinso 3:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 12-13

    Essanyu mu Maka, lup. 55

1 Abakkolinso 3:13

Marginal References

  • +1Pe 4:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 12-13

1 Abakkolinso 3:16

Marginal References

  • +2Ko 6:16; Bef 2:21; 1Pe 2:5
  • +1Ko 6:19

1 Abakkolinso 3:17

Marginal References

  • +1Pe 2:5

1 Abakkolinso 3:18

Footnotes

  • *

    Oba, “mu nteekateeka y’ebintu eno.” Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1993, lup. 24

1 Abakkolinso 3:19

Marginal References

  • +Yob 5:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2019, lup. 21-25

1 Abakkolinso 3:20

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 94:11

1 Abakkolinso 3:22

Footnotes

  • *

    Era ayitibwa Peetero.

Marginal References

  • +1Ko 1:12

1 Abakkolinso 3:23

Marginal References

  • +Yok 17:9; 2Ko 10:7

General

1 Kol. 3:11Ko 2:15; Bak 1:9
1 Kol. 3:11Ko 14:20
1 Kol. 3:2Beb 5:12-14
1 Kol. 3:3Bar 8:7, 8
1 Kol. 3:3Bag 5:19, 20
1 Kol. 3:4Bik 18:24, 25
1 Kol. 3:52Ko 3:5, 6; Bak 1:23; 1Ti 1:12
1 Kol. 3:6Bik 18:4
1 Kol. 3:6Bik 18:26-28; 19:1
1 Kol. 3:7Bar 9:16
1 Kol. 3:8Bar 2:6; 1Ko 4:5; Kub 22:12
1 Kol. 3:9Bef 2:22; 1Pe 2:5
1 Kol. 3:10Bar 15:20; Beb 6:1
1 Kol. 3:11Zb 118:22; Is 28:16; Mat 21:42; Bef 2:20; 1Pe 2:6
1 Kol. 3:131Pe 4:12
1 Kol. 3:162Ko 6:16; Bef 2:21; 1Pe 2:5
1 Kol. 3:161Ko 6:19
1 Kol. 3:171Pe 2:5
1 Kol. 3:19Yob 5:13
1 Kol. 3:20Zb 94:11
1 Kol. 3:221Ko 1:12
1 Kol. 3:23Yok 17:9; 2Ko 10:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 3:1-23

1 Abakkolinso

3 N’olwekyo ab’oluganda, saasobola kwogera nammwe ng’abantu ab’eby’omwoyo,+ naye nnayogera nammwe ng’abantu ab’omubiri, ng’abaana abato+ mu Kristo. 2 Nnabawa mata, so si mmere nkalubo, kubanga mwali temunnatuuka kulya. Mu butuufu, era ne kaakati temunnatuuka kulya,+ 3 kubanga mukyali ba mubiri.+ Kubanga bwe wabaawo obuggya n’okuyomba mu mmwe, temuba ba mubiri+, era muba temutambula ng’abantu abalala? 4 Kubanga omu bw’agamba nti: “Nze ndi wa Pawulo,” ate omulala nti: “Nze ndi wa Apolo,”+ muba temuli ng’abantu abalala?

5 Kati olwo Apolo y’ani? Ate Pawulo y’ani? Baweereza+ be mwayitiramu okufuuka abakkiriza, nga Mukama waffe bwe yawa buli omu. 6 Nze nnasiga,+ Apolo n’afukirira,+ naye Katonda ye yakuza. 7 N’olwekyo, atenderezebwa si y’oyo asiga oba afukirira, wabula Katonda akuza.+ 8 Oyo asiga n’oyo afukirira bonna bali omuntu omu,* naye buli muntu ajja kufuna empeera ye okusinziira ku mulimu gwe.+ 9 Tukolera wamu ne Katonda. Mmwe muli nnimiro ya Katonda erimwamu, ennyumba Katonda gy’azimba.+

10 Okusinziira ku kisa kya Katonda eky’ensusso ekyandagibwa, nnateekawo omusingi+ ng’omuzimbi omukugu,* naye omulala y’aguzimbako. Kyokka buli muntu yeegendereze engeri gy’aguzimbako. 11 Tewali muntu ayinza kuteekawo musingi mulala okuggyako ogwo ogwateekebwawo, nga guno ye Yesu Kristo.+ 12 Singa omuntu yenna azimba ku musingi ogwo zzaabu, ffeeza, amayinja ag’omuwendo, emiti, essubi, oba ebisusunku, 13 omulimu gwa buli muntu gujja kweyoleka; olunaku lujja kugwolesa, kubanga omuliro gujja kwoleka buli kimu+ era gujja kwoleka omulimu gwa buli muntu bwe gufaanana. 14 Singa omulimu omuntu yenna gw’azimbye ku musingi ogwo gusigalawo, ajja kuweebwa empeera; 15 omulimu gw’omuntu yenna bwe gwokebwa, ajja kufiirwa, naye ye ajja kulokolebwa, kyokka ajja kulokolebwa ng’alinga ayise mu muliro.

16 Temumanyi nti muli yeekaalu ya Katonda,+ era nti omwoyo gwa Katonda gubeera mu mmwe?+ 17 Singa omuntu azikiriza yeekaalu ya Katonda, Katonda ajja kumuzikiriza; kubanga yeekaalu ya Katonda ntukuvu, era yeekaalu eyo ye mmwe.+

18 Waleme kubaawo eyeerimbalimba: Omuntu yenna mu mmwe bw’alowooza nti mugezi mu nsi eno,* afuuke musiru asobole okubeera omugezi. 19 Kubanga amagezi g’ensi eno bwe busirusiru eri Katonda; kubanga kyawandiikibwa nti: “Akwasa abagezi mu bukujjukujju bwabwe.”+ 20 Era nti: “Yakuwa* akimanyi nti abantu abagezi bye balowooza tebiriimu nsa.”+ 21 N’olwekyo, waleme kubaawo yeenyumiririza mu bantu; kubanga ebintu byonna byammwe, 22 k’abe Pawulo, oba Apolo, oba Keefa,*+ oba ensi, oba obulamu, oba okufa, oba ebintu ebiriwo, oba ebyo ebigenda okujja, ebintu byonna byammwe; 23 mmwe muli ba Kristo,+ ate Kristo wa Katonda.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share