LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaggalatiya 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Pawulo agenda eri abatume mu Yerusaalemi (1-10)

      • Pawulo awabula Peetero (Keefa) (11-14)

      • Omuntu ayitibwa mutuukirivu olw’okukkiriza (15-21)

Abaggalatiya 2:1

Marginal References

  • +Bik 9:27
  • +Bik 15:1, 2

Abaggalatiya 2:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2018, lup. 24

Abaggalatiya 2:3

Marginal References

  • +2Ko 2:13
  • +Bik 16:3

Abaggalatiya 2:4

Marginal References

  • +Bik 15:1, 24
  • +2Ko 3:17; Bag 5:1
  • +Bag 4:9

Abaggalatiya 2:5

Footnotes

  • *

    Obut., “essaawa.”

Marginal References

  • +Bag 2:14

Abaggalatiya 2:6

Marginal References

  • +Bag 2:9

Abaggalatiya 2:7

Marginal References

  • +Bik 22:21; Bar 11:13; 1Ti 2:7

Abaggalatiya 2:8

Marginal References

  • +Bik 9:15

Abaggalatiya 2:9

Footnotes

  • *

    Era ayitibwa Peetero.

Marginal References

  • +Bef 3:8
  • +Bik 15:13
  • +Bik 13:2; 15:25

Abaggalatiya 2:10

Marginal References

  • +Bik 11:29, 30; 1Ko 16:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 8

Abaggalatiya 2:11

Footnotes

  • *

    Era ayitibwa Peetero.

  • *

    Oba, “nnamwaŋŋanga.”

Marginal References

  • +Yok 1:42
  • +Bik 11:25, 26; 15:35

Abaggalatiya 2:12

Marginal References

  • +Bik 12:17
  • +Bik 10:26, 28; 11:2, 3
  • +Bik 21:20, 21

Abaggalatiya 2:14

Footnotes

  • *

    Era ayitibwa Peetero.

Marginal References

  • +Bik 10:34, 35
  • +Bik 15:10, 28, 29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 7

Abaggalatiya 2:16

Footnotes

  • *

    Obut., “mubiri gujja.”

Marginal References

  • +Bar 1:17; Yak 2:23
  • +Bik 13:39; Bar 5:17; 1Ko 6:11
  • +Bar 3:20-22

Abaggalatiya 2:19

Marginal References

  • +Bar 7:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 15

    6/2021, lup. 31

Abaggalatiya 2:20

Marginal References

  • +Bar 6:6; Bag 5:24
  • +1Pe 4:1, 2
  • +2Ko 5:15
  • +1Ti 2:5, 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2019, lup. 28

    7/2019, lup. 30-31

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 247

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 26

    8/1/2005, lup. 26

Abaggalatiya 2:21

Marginal References

  • +Yok 1:17
  • +Bag 3:21; Beb 7:11

General

Bag. 2:1Bik 9:27
Bag. 2:1Bik 15:1, 2
Bag. 2:32Ko 2:13
Bag. 2:3Bik 16:3
Bag. 2:4Bik 15:1, 24
Bag. 2:42Ko 3:17; Bag 5:1
Bag. 2:4Bag 4:9
Bag. 2:5Bag 2:14
Bag. 2:6Bag 2:9
Bag. 2:7Bik 22:21; Bar 11:13; 1Ti 2:7
Bag. 2:8Bik 9:15
Bag. 2:9Bef 3:8
Bag. 2:9Bik 15:13
Bag. 2:9Bik 13:2; 15:25
Bag. 2:10Bik 11:29, 30; 1Ko 16:1
Bag. 2:11Yok 1:42
Bag. 2:11Bik 11:25, 26; 15:35
Bag. 2:12Bik 12:17
Bag. 2:12Bik 10:26, 28; 11:2, 3
Bag. 2:12Bik 21:20, 21
Bag. 2:14Bik 10:34, 35
Bag. 2:14Bik 15:10, 28, 29
Bag. 2:16Bar 1:17; Yak 2:23
Bag. 2:16Bik 13:39; Bar 5:17; 1Ko 6:11
Bag. 2:16Bar 3:20-22
Bag. 2:19Bar 7:9
Bag. 2:20Bar 6:6; Bag 5:24
Bag. 2:201Pe 4:1, 2
Bag. 2:202Ko 5:15
Bag. 2:201Ti 2:5, 6
Bag. 2:21Yok 1:17
Bag. 2:21Bag 3:21; Beb 7:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaggalatiya 2:1-21

Abaggalatiya

2 Oluvannyuma lw’emyaka 14 nnaddayo nate e Yerusaalemi nga ndi ne Balunabba,+ era ne Tito ne ŋŋenda naye.+ 2 Naye nnagendayo olw’okubikkulirwa kwe nnafuna. Era nnabategeeza amawulire amalungi ge mbuulira mu b’amawanga. Kyokka nnagategeeza abo bokka abaali bassibwamu ennyo ekitiibwa, nga njagala okukakasa nti omulimu gw’obuweereza gwe nnali nkola, oba gwe nnali nkoze tegwali gwa bwereere. 3 Ate era, ne Tito+ eyali nange teyawalirizibwa kukomolwa+ wadde nga yali Muyonaani. 4 Naye ensonga eyo yajjawo olw’ab’oluganda ab’obulimba abajja mu ffe okuketta+ balabe eddembe lye tulina+ mu Kristo Yesu, basobole okutufuulira ddala abaddu;+ 5 bano tetwabagondera wadde okumala akaseera akatono ennyo,*+ amazima g’amawulire amalungi gasobole okweyongera okubeera nammwe.

6 Naye abo abaali batwalibwa ng’abakulu+—ka babe nga baali bantu ba ngeri ki, si kikulu gye ndi, kubanga Katonda tatwalirizibwa ndabika ya muntu ey’okungulu—abo abaali bassibwamu ennyo ekitiibwa, sirina kipya kye nnafuna kuva gye bali. 7 Naye bwe baalaba nti nnali nkwasiddwa omulimu gw’okubuulira abatali bakomole+ amawulire amalungi nga Peetero bwe yali akwasiddwa ogw’okubuulira abakomole— 8 kubanga oyo eyawa Peetero obuyinza okuba omutume eri abakomole nange ye yampa obuyinza okuba omutume eri ab’amawanga+— 9 era bwe baategeera ekisa eky’ensusso ekyandagibwa,+ Yakobo,+ Keefa* ne Yokaana, abaali batwalibwa ng’empagi mu kibiina, ne batukwata mu ngalo, nze ne Balunabba+ okulaga nti baali bakikkirizza ffe tugende eri ab’amawanga naye bo bagende eri abakomole. 10 Kye baatusaba kyokka kwe kujjukiranga abaavu, era kino nfubye nnyo okukikola.+

11 Naye Keefa*+ bwe yajja mu Antiyokiya,+ nnamunenya* maaso ku maaso, kubanga kye yali akola tekyali kituufu n’akamu. 12 Kubanga abasajja abaava eri Yakobo+ bwe baali tebannajja, yali alya n’ab’amawanga;+ naye bwe bajja, n’alekera awo okulya nabo n’abeeyawulako olw’okutya abakomole.+ 13 Abayudaaya abalala nabo baamwegattako mu bunnanfuusi buno, ne Balunabba naye n’atwalirizibwa obunnanfuusi bwabwe. 14 Naye bwe nnalaba nga baali tebatuukana na mazima ag’amawulire amalungi,+ ne ŋŋamba Keefa* mu maaso gaabwe bonna nti: “Bwe kiba nti ggwe, wadde oli Muyudaaya, weeyisa ng’ab’amawanga so si ng’Abayudaaya, oyinza otya okuwaliriza ab’amawanga okugoberera empisa z’Abayudaaya?”+

15 Ffe Abayudaaya ab’obuzaaliranwa, so si aboonoonyi okuva mu b’amawanga, 16 tukitegeera nti omuntu ayitibwa mutuukirivu si lwa kutuukiriza ebyo amateeka bye galagira naye olw’okukkiririza+ mu Yesu Kristo.+ N’olwekyo tukkiririza mu Kristo Yesu, tusobole okuyitibwa abatuukirivu lwa kukkiririza mu Kristo so si lwa kutuukiriza ebyo mateeka bye galagira, kubanga tewali muntu ajja* kuyitibwa mutuukirivu olw’okutuukiriza ebyo amateeka bye galagira.+ 17 Kaakano bwe kiba nti ffe abaagala okuyitibwa abatuukirivu okuyitira mu Kristo tusangiddwa nga tuli boonoonyi, olwo ekyo kiba kitegeeza nti Kristo aba atukubiriza kwonoona? N’akatono! 18 Ebintu bye nnamenya bwe nziramu okubizimba, mba ndaga nti ndi mwonoonyi. 19 Kubanga okuyitira mu mateeka nnafa eri amateeka+ nsobole okubeera omulamu eri Katonda. 20 Nkomereddwa wamu ne Kristo ku muti.+ Si nze omulamu,+ naye Kristo ye mulamu mu nze. Mazima ddala, obulamu bwe nnina kati mu mubiri mbulina lwa kukkiririza mu Mwana wa Katonda+ eyanjagala ne yeewaayo ku lwange.+ 21 Sigaana kisa kya Katonda eky’ensusso,+ kubanga bwe kiba nti obutuukirivu bufunibwa kuyitira mu mateeka, Kristo aba yafiira bwereere.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share