LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 26
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebibinja by’abakuumi b’oku miryango (1-19)

      • Abakulira amawanika n’abaami abalala (20-32)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:1

Marginal References

  • +1By 9:2, 22; 2By 23:16, 19
  • +1By 26:14, 19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:9

Marginal References

  • +1By 26:14, 19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:13

Marginal References

  • +Nge 16:33

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:15

Marginal References

  • +1By 26:4, 5

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:16

Marginal References

  • +1By 26:10, 11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:17

Marginal References

  • +1By 26:15

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:18

Marginal References

  • +1By 26:16

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:20

Footnotes

  • *

    Oba, “n’ag’ebintu ebyaweebwayo.”

Marginal References

  • +1Sk 7:51; 14:25, 26; 1By 9:26; 18:10, 11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:21

Marginal References

  • +1By 29:8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:22

Marginal References

  • +1Sk 15:18

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:23

Marginal References

  • +Kbl 3:27

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:25

Marginal References

  • +Kuv 18:3, 4
  • +1By 23:17

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:26

Marginal References

  • +Kbl 31:50; 1By 18:10, 11
  • +1By 29:3, 4
  • +1By 29:6, 7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:27

Marginal References

  • +Kbl 31:28; Yos 6:19

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:28

Marginal References

  • +1Sa 9:9
  • +1Sa 14:50
  • +2Sa 20:23
  • +2Sa 2:18

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:29

Marginal References

  • +1By 23:12
  • +Ma 17:9; 2By 19:8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:30

Marginal References

  • +1By 23:12

1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:31

Marginal References

  • +1By 23:19
  • +1By 29:26, 27
  • +Yos 13:24, 25; 21:8, 39

General

1 Byom. 26:11By 9:2, 22; 2By 23:16, 19
1 Byom. 26:11By 26:14, 19
1 Byom. 26:91By 26:14, 19
1 Byom. 26:13Nge 16:33
1 Byom. 26:151By 26:4, 5
1 Byom. 26:161By 26:10, 11
1 Byom. 26:171By 26:15
1 Byom. 26:181By 26:16
1 Byom. 26:201Sk 7:51; 14:25, 26; 1By 9:26; 18:10, 11
1 Byom. 26:211By 29:8
1 Byom. 26:221Sk 15:18
1 Byom. 26:23Kbl 3:27
1 Byom. 26:25Kuv 18:3, 4
1 Byom. 26:251By 23:17
1 Byom. 26:26Kbl 31:50; 1By 18:10, 11
1 Byom. 26:261By 29:3, 4
1 Byom. 26:261By 29:6, 7
1 Byom. 26:27Kbl 31:28; Yos 6:19
1 Byom. 26:281Sa 9:9
1 Byom. 26:281Sa 14:50
1 Byom. 26:282Sa 20:23
1 Byom. 26:282Sa 2:18
1 Byom. 26:291By 23:12
1 Byom. 26:29Ma 17:9; 2By 19:8
1 Byom. 26:301By 23:12
1 Byom. 26:311By 23:19
1 Byom. 26:311By 29:26, 27
1 Byom. 26:31Yos 13:24, 25; 21:8, 39
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 26:1-32

1 Ebyomumirembe Ekisooka

26 Bino bye byali ebibinja by’abakuumi b’oku miryango:+ ku Bakoola, Meseremiya+ mutabani wa Kore ow’oku baana ba Asafu. 2 Meseremiya yalina abaana ab’obulenzi bano: omubereberye Zekkaliya, ow’okubiri Yediyayeri, ow’okusatu Zebadiya, ow’okuna Yasuniyeri, 3 ow’okutaano Eramu, ow’omukaaga Yekokanani, n’ow’omusanvu Eriyekowenayi. 4 Obedi-edomu yalina abaana ab’obulenzi bano: omubereberye Semaaya, ow’okubiri Yekozabadi, ow’okusatu Yowa, ow’okuna Sakali, ow’okutaano Nesaneeri, 5 ow’omukaaga Ammiyeri, ow’omusanvu Isakaali, n’ow’omunaana Pewulesayi; kubanga Katonda yali amuwadde omukisa.

6 Semaaya mutabani we yazaala abaana ab’obulenzi, abasajja abaalina obusobozi era abaali ab’amaanyi, era baafuuka bakulu mu nnyumba ya kitaabwe. 7 Bano be batabani ba Semaaya: Osuni, Lefayeri, Obedi, ne Eruzabadi; era baganda be, Eriku ne Semakiya, nabo baali basajja abaalina obusobozi. 8 Abo bonna baali batabani ba Obedi-edomu; bo ne batabani baabwe ne baganda baabwe baali basajja abaalina obusobozi era nga balina ebisaanyizo okuweereza; baali 62, nga ba Obedi-edomu. 9 Ne Meseremiya+ yalina abaana ab’obulenzi ne baganda be, abasajja 18 abaalina obusobozi. 10 Ne Kosa ow’oku baana ba Merali yalina abaana ab’obulenzi. Simuli ye yali omukulu; wadde nga si ye yali omubereberye kitaawe yamulonda okuba omukulu; 11 ow’okubiri yali Kirukiya, ow’okusatu Tebaliya, n’ow’okuna Zekkaliya. Abaana ba Kosa bonna ne baganda be baali 13.

12 Mu bibinja bino eby’abakuumi b’oku miryango, abakulu ne baganda baabwe, bonna baalina emirimu egy’okukola; baalina okuweerezanga ku nnyumba ya Yakuwa. 13 Awo bonna ab’empya entono n’ab’empya ennene ne bakubira emiryango egy’enjawulo obululu+ ng’ennyumba za bakitaabwe bwe zaali. 14 Akalulu ak’ebuvanjuba kaagwa ku Seremiya. Zekkaliya mutabani we eyali omuteesa ow’amagezi naye baamukubira akalulu era akalulu ke kaagwa bukiikakkono. 15 Aka Obedi-edomu kaagwa bukiikaddyo, ate batabani be+ bo baaweebwa materekero. 16 Aka Suppimu ne Kosa+ kaagwa bugwanjuba okumpi n’Omulyango Salekesi ku luguudo olwambuka; era ebibinja by’abakuumi byali bitunuuliganye; 17 ebuvanjuba waabeerangayo Abaleevi mukaaga; ebukiikakkono bana buli lunaku; ebukiikaddyo bana buli lunaku; ku materekero+ babiri babiri; 18 awayingirirwa awasereke ku luuyi olw’ebugwanjuba waabangawo bana ku luguudo,+ ate awayingirirwa awasereke babiri. 19 Ebyo bye byali ebibinja by’abakuumi b’oku miryango eby’abaana b’Abakoola n’abaana b’Abamerali.

20 Ku Baleevi, Akiya ye yali akulira amawanika g’omu nnyumba ya Katonda ow’amazima n’ag’ebintu ebyatukuzibwa.*+ 21 Ku baana ba Ladani, abaana b’Omugerusoni owa Ladani, abakulu b’ennyumba za bakitaabwe eza Ladani Omugerusoni, waaliwo Yekyeri+ 22 ne batabani ba Yekyeri, Zesamu ne Yoweeri muganda we. Be baali bakulira amawanika g’omu nnyumba ya Yakuwa.+ 23 Ku Bamulaamu, ku Bayizukali, ku Bakebbulooni, ne ku Bawuziyeeri,+ 24 Sebuweri omwana wa Gerusomu mutabani wa Musa ye yali akulira amaterekero. 25 Baganda be, bazzukulu ba Eriyeza+ be bano: Lekabiya,+ Yesukaya, Yolaamu, Zikuli, ne Seromosi. 26 Seromosi ono ne baganda be be baali bakulira amawanika gonna ag’ebintu ebyatukuzibwa,+ Kabaka Dawudi+ n’abakulu b’ennyumba za bakitaabwe+ n’abaami abaali bakulira enkumi n’abaali bakulira ebikumi n’abakulu b’amagye bye baatukuza. 27 Ku munyago ogwaggibwanga mu ntalo,+ kwe baatoolanga ebintu ne babitukuza bikozesebwe mu kulabirira ennyumba ya Yakuwa; 28 era ne byonna Samwiri omulabi+ ne Sawulo mutabani wa Kiisi ne Abuneeri+ mutabani wa Neeri ne Yowaabu+ mutabani wa Zeruyiya+ bye baatukuza. Ekintu kyonna omuntu yenna kye yatukuzanga, Seromisi ne baganda be be baakirinangako obuvunaanyizibwa.

29 Ku Bayizukali,+ Kenaniya ne batabani be baaweebwa emirimu egitaali gya mu nnyumba ya Katonda, nga baweereza ng’abaami era ng’abalamuzi+ ba Isirayiri.

30 Ku Bakebbulooni,+ Kasukabiya ne baganda be, abasajja 1,700 abaalina obusobozi, be baali balabirira Isirayiri mu mirimu gyonna egya Yakuwa n’egya kabaka mu kitundu ekiri ebugwanjuba wa Yoludaani. 31 Ku Bakebbulooni, Yeriya+ ye yali omukulu w’Abakebbulooni okusinziira ku nnyiriri z’obuzaale ez’ennyumba za bakitaabwe. Mu mwaka ogw’amakumi ana ogw’obufuzi bwa Dawudi,+ baanoonya mu Bakebbulooni abasajja ab’amaanyi, abaalina obusobozi, era abasajja abo ne bazuulibwa mu Yazeri,+ mu kitundu ky’e Gireyaadi. 32 Baganda be abasajja abaalina obusobozi baali 2,700 nga bakulu ba nnyumba za bakitaabwe. Kabaka Dawudi yabawa obuvunaanyizibwa ku Balewubeeni ne ku Bagaadi ne ku kitundu ekimu eky’okubiri eky’ekika ky’Abamanase, ku bikwata ku nsonga zonna eza Katonda ow’amazima n’eza kabaka.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share