LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 73
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omusajja atya Katonda addamu okuba n’endowooza ennungi

        • “Ebigere byange byali binaatera okuseerera” (2)

        • “Nnabanga mweraliikirivu okuzibya obudde” (14)

        • “Okutuusa lwe nnayingira mu kifo kya Katonda ekitukuvu” (17)

        • Ababi bayimiridde awali obuseerezi (18)

        • Okusemberera Katonda kirungi (28)

Zabbuli 73:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 35:15

Zabbuli 73:1

Marginal References

  • +Zb 84:11; Mat 5:8

Zabbuli 73:2

Marginal References

  • +Zb 94:18

Zabbuli 73:3

Footnotes

  • *

    Oba, “abeewaana.”

Marginal References

  • +Yob 21:7; Yer 12:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1999, lup. 28-29

Zabbuli 73:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Balina embuto nnene.”

Marginal References

  • +Mub 7:15

Zabbuli 73:5

Marginal References

  • +Yob 12:6; 21:7, 9
  • +Yer 12:1

Zabbuli 73:6

Marginal References

  • +Yob 21:14, 15

Zabbuli 73:7

Footnotes

  • *

    Obut., “Amasavu gaabwe.”

Zabbuli 73:8

Marginal References

  • +Zb 53:1
  • +1Sk 21:7

Zabbuli 73:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 8-9

Zabbuli 73:11

Marginal References

  • +Zb 10:4, 11; 94:3, 7; Ezk 8:12; Zef 1:12

Zabbuli 73:12

Marginal References

  • +Zb 37:35
  • +Zb 17:14

Zabbuli 73:13

Marginal References

  • +Yob 34:7, 9; 35:3

Zabbuli 73:14

Marginal References

  • +Zb 34:19
  • +Yob 7:17, 18

Zabbuli 73:15

Footnotes

  • *

    Obut., “omulembe gw’abaana bo.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:18

Marginal References

  • +Zb 35:6, 7; Yer 23:11, 12
  • +Zb 37:10, 20; 55:23; Nge 3:33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1999, lup. 29

Zabbuli 73:19

Marginal References

  • +Yob 21:23; Zb 37:1, 2; Is 30:13

Zabbuli 73:20

Footnotes

  • *

    Obut., “olibanyooma.”

Zabbuli 73:21

Footnotes

  • *

    Obut., “Mu nsigo zange.”

Marginal References

  • +Zb 73:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:23

Marginal References

  • +Zb 16:8; 63:8; Is 41:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:24

Marginal References

  • +Zb 25:9; 32:8; 37:23; 143:10; Nge 3:6
  • +Zb 37:34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 25-26

    9/1/2006, lup. 10

Zabbuli 73:25

Marginal References

  • +Zb 42:2; 84:2; Is 26:9

Zabbuli 73:26

Marginal References

  • +Zb 16:5; Kuk 3:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2011, lup. 9

Zabbuli 73:27

Footnotes

  • *

    Obut., “Olisirisa.”

  • *

    Obut., “abo abenda ne bakuleka.”

Marginal References

  • +Kbl 15:39; Yak 4:4

Zabbuli 73:28

Marginal References

  • +Zb 65:4; Yak 4:8
  • +Zb 118:17

General

Zab. 73:obugambo obuli waggulu2By 35:15
Zab. 73:1Zb 84:11; Mat 5:8
Zab. 73:2Zb 94:18
Zab. 73:3Yob 21:7; Yer 12:1
Zab. 73:4Mub 7:15
Zab. 73:5Yob 12:6; 21:7, 9
Zab. 73:5Yer 12:1
Zab. 73:6Yob 21:14, 15
Zab. 73:8Zb 53:1
Zab. 73:81Sk 21:7
Zab. 73:11Zb 10:4, 11; 94:3, 7; Ezk 8:12; Zef 1:12
Zab. 73:12Zb 37:35
Zab. 73:12Zb 17:14
Zab. 73:13Yob 34:7, 9; 35:3
Zab. 73:14Zb 34:19
Zab. 73:14Yob 7:17, 18
Zab. 73:18Zb 35:6, 7; Yer 23:11, 12
Zab. 73:18Zb 37:10, 20; 55:23; Nge 3:33
Zab. 73:19Yob 21:23; Zb 37:1, 2; Is 30:13
Zab. 73:21Zb 73:3
Zab. 73:23Zb 16:8; 63:8; Is 41:10
Zab. 73:24Zb 25:9; 32:8; 37:23; 143:10; Nge 3:6
Zab. 73:24Zb 37:34
Zab. 73:25Zb 42:2; 84:2; Is 26:9
Zab. 73:26Zb 16:5; Kuk 3:24
Zab. 73:27Kbl 15:39; Yak 4:4
Zab. 73:28Zb 65:4; Yak 4:8
Zab. 73:28Zb 118:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 73:1-28

Zabbuli

EKITABO EKY’OKUSATU

(Zabbuli 73-89)

Zabbuli ya Asafu.+

73 Mazima ddala Katonda mulungi eri Isirayiri, mulungi eri abo abalina emitima emirongoofu.+

 2 Naye nze ebigere byange byabulako katono okuwaba;

Ebigere byange byali binaatera okuseerera.+

 3 Kubanga ab’amalala* bankwasa obuggya,

Bwe nnalaba ng’ababi balina emirembe.+

 4 Tebaba na bulumi mu kufa kwabwe;

Emibiri gyabwe miramu bulungi.*+

 5 Tebalina bizibu ng’abantu abalala,+

Era tebabonaabona ng’abantu abalala.+

 6 Amalala kyegava gaba ng’omukuufu gwabwe;+

Ebikolwa eby’obukambwe ne biba ng’ekyambalo kyabwe.

 7 Obugagga bwabwe* bubaleetera okukanuka amaaso;

Bafunye bingi okusinga ebyo omutima gwabwe bye gwali gulowooza.

 8 Baduula era ne boogera ebintu ebibi.+

Boogeza malala nga batiisatiisa okunyigiriza abalala.+

 9 Boogera nga gy’obeera bagulumidde ng’eggulu,

Batambulatambula mu nsi ng’olulimi lwabwe lwogera kyonna kye baagala.

10 Abantu be kyebava badda gye bali,

Era banywa ku mazzi gaabwe amangi.

11 Bagamba nti: “Katonda amanya atya?+

Ddala Oyo Asingayo Okuba Waggulu bino abimanyi?”

12 Abo be babi abatafuna kizibu kyonna.+

Bongera kutuuma bugagga.+

13 Mazima nteganidde bwereere okukuuma omutima gwange nga mulongoofu,

Era ne nnaaba engalo zange okulaga nti siriiko musango.+

14 Nnabanga mweraliikirivu okuzibya obudde;+

Buli ku makya nnakangavvulwanga.+

15 Naye singa nnayogera ebintu bino,

Nnandibadde ndiddemu abantu bo* olukwe.

16 Bwe nnagezaako okukitegeera,

Kyannakuwaza,

17 Okutuusa lwe nnayingira mu kifo kya Katonda ekitukuvu eky’ekitiibwa,

Ne ntegeera ebiseera byabwe eby’omu maaso bwe biriba.

18 Mazima ddala, obateeka awali obuseerezi.+

Obasuula ne bazikirira.+

19 Nga basaanawo mu bwangu!+

Nga baggwaawo mu bwangu, mu ngeri ey’entiisa!

20 Ai Yakuwa, bw’oligolokoka, olibeerabira*

Okufaananako ekirooto omuntu kye yeerabira ng’azuukuse.

21 Naye omutima gwange tegwali musanyufu,+

Muli munda* nnali mpulira obulumi obw’amaanyi.

22 Nnali musirusiru era nga sitegeera;

Mu maaso go nnali ng’ensolo etalina magezi.

23 Naye kaakano ndi naawe buli kiseera;

Onkutte ku mukono ogwa ddyo.+

24 Ompa amagezi n’onnuŋŋamya,+

Era oluvannyuma ojja kuntuusa mu kitiibwa.+

25 Ani gwe nnina mu ggulu?

Tewali kirala kyonna kye njagala ku nsi okuggyako ggwe.+

26 Omubiri gwange n’omutima gwange biyinza okunafuwa,

Naye Katonda lwe lwazi lw’omutima gwange era ye gwe mugabo gwange emirembe n’emirembe.+

27 Abo abakwewala balizikirira.

Olizikiriza* abo bonna abataba beesigwa ne bakuleka.*+

28 Naye nze, okusemberera Katonda kirungi gye ndi.+

Yakuwa Mukama Afuga Byonna mmufudde kiddukiro kyange,

Nsobole okulangirira ebikolwa bye byonna.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share