LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ekitiibwa kya Katonda n’eky’abantu

        • “Erinnya lyo nga kkulu nnyo!” (1, 9)

        • “Omuntu kye ki?” (4)

        • Omuntu yatikkirwa engule ey’ekitiibwa (5)

Zabbuli 8:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 8:1

Marginal References

  • +1Sk 8:27; Zb 104:1; 148:13

Zabbuli 8:2

Marginal References

  • +Mat 21:16; Luk 10:21; 1Ko 1:27

Zabbuli 8:3

Marginal References

  • +Zb 19:1; 104:19; Is 40:26; Bar 1:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2000, lup. 19-20

Zabbuli 8:4

Marginal References

  • +Lub 1:29; 9:3; Zb 144:3; Mat 6:25, 30; Yok 3:16; Bik 14:17; Beb 2:6-8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2000, lup. 19-20

Zabbuli 8:5

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’abo abalinga Katonda.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2021, lup. 2-3

Zabbuli 8:6

Marginal References

  • +Lub 1:26; 9:1, 2

Zabbuli 8:7

Marginal References

  • +Lub 1:28; 9:3

General

Zab. 8:11Sk 8:27; Zb 104:1; 148:13
Zab. 8:2Mat 21:16; Luk 10:21; 1Ko 1:27
Zab. 8:3Zb 19:1; 104:19; Is 40:26; Bar 1:20
Zab. 8:4Lub 1:29; 9:3; Zb 144:3; Mat 6:25, 30; Yok 3:16; Bik 14:17; Beb 2:6-8
Zab. 8:6Lub 1:26; 9:1, 2
Zab. 8:7Lub 1:28; 9:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 8:1-9

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ku Gittisu.* Zabbuli ya Dawudi.

8 Ai Yakuwa Mukama waffe, erinnya lyo nga kkulu nnyo mu nsi yonna;

Ekitiibwa kyo okitadde waggulu n’okusinga eggulu!+

 2 Oyolesezza amaanyi go okuva mu kamwa k’abaana abato n’abawere+

Olw’abalabe bo,

Okusirisa omulabe n’oyo awoolera eggwanga.

 3 Bwe ntunuulira eggulu lyo, omulimu gw’engalo zo,

Omwezi n’emmunyeenye bye wakola,+ nneebuuza nti,

 4 Omuntu kye ki, ggwe okumulowoozaako,

Omwana w’omuntu kye ki, ggwe okumufaako?+

 5 Wamukola ng’abulako katono okuba nga bamalayika,*

Era wamutikkira engule ey’ekitiibwa n’ettendo.

 6 Wamuwa obuyinza ku mirimu gy’emikono gyo;+

Wateeka ebintu byonna wansi w’ebigere bye:

 7 Ebisibo byonna n’ente,

N’ensolo ez’omu nsiko,+

 8 Ebinyonyi eby’omu bbanga n’ebyennyanja eby’omu nnyanja,

Buli ekiyita mu nnyanja.

 9 Ai Yakuwa Mukama waffe, erinnya lyo nga kkulu nnyo mu nsi yonna!

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share