LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa Mulamuzi mutuukirivu

        • “Nnamula, Ai Yakuwa” (8)

Zabbuli 7:1

Marginal References

  • +Zb 18:2; Nge 18:10
  • +Yer 15:15; 2Ko 4:9; 2Pe 2:9

Zabbuli 7:2

Marginal References

  • +Zb 10:9

Zabbuli 7:4

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Ate nga saatuusa kabi ku oyo anjigganya awatali nsonga.”

Marginal References

  • +Nge 17:13

Zabbuli 7:6

Marginal References

  • +Zb 3:7; 35:1
  • +Zb 103:6

Zabbuli 7:8

Marginal References

  • +Lub 18:25; Zb 9:7, 8
  • +Zb 18:20; 26:11; 41:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 6

Zabbuli 7:9

Footnotes

  • *

    Oba, “agezesa emitima n’ensigo.”

Marginal References

  • +Zb 37:25
  • +Ma 32:4; Kub 15:3
  • +1Sa 16:7
  • +1By 28:9; Yer 17:10; Kub 2:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 6

Zabbuli 7:10

Marginal References

  • +Lub 15:1; Nge 30:5
  • +Nge 2:21

Zabbuli 7:11

Marginal References

  • +Lub 18:25; Zb 9:4; 98:9

Zabbuli 7:12

Marginal References

  • +Is 55:7
  • +Ma 32:41
  • +Ma 32:21, 23

Zabbuli 7:13

Marginal References

  • +Ma 32:42

Zabbuli 7:14

Marginal References

  • +Yak 1:15

Zabbuli 7:15

Marginal References

  • +Es 7:10; Zb 10:2; 35:7, 8; 57:6; Nge 26:27

Zabbuli 7:16

Marginal References

  • +Es 9:24, 25

Zabbuli 7:17

Marginal References

  • +Zb 35:28
  • +Is 25:1; Beb 13:15; Kub 15:4
  • +Dan 4:17

General

Zab. 7:1Zb 18:2; Nge 18:10
Zab. 7:1Yer 15:15; 2Ko 4:9; 2Pe 2:9
Zab. 7:2Zb 10:9
Zab. 7:4Nge 17:13
Zab. 7:6Zb 3:7; 35:1
Zab. 7:6Zb 103:6
Zab. 7:8Lub 18:25; Zb 9:7, 8
Zab. 7:8Zb 18:20; 26:11; 41:12
Zab. 7:9Zb 37:25
Zab. 7:9Ma 32:4; Kub 15:3
Zab. 7:91Sa 16:7
Zab. 7:91By 28:9; Yer 17:10; Kub 2:23
Zab. 7:10Lub 15:1; Nge 30:5
Zab. 7:10Nge 2:21
Zab. 7:11Lub 18:25; Zb 9:4; 98:9
Zab. 7:12Is 55:7
Zab. 7:12Ma 32:41
Zab. 7:12Ma 32:21, 23
Zab. 7:13Ma 32:42
Zab. 7:14Yak 1:15
Zab. 7:15Es 7:10; Zb 10:2; 35:7, 8; 57:6; Nge 26:27
Zab. 7:16Es 9:24, 25
Zab. 7:17Zb 35:28
Zab. 7:17Is 25:1; Beb 13:15; Kub 15:4
Zab. 7:17Dan 4:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 7:1-17

Zabbuli

Oluyimba olw’okukungubaga Dawudi lwe yayimbira Yakuwa olw’ebigambo bya Kuusi Omubenyamini.

7 Ai Yakuwa Katonda wange, nzirukidde gy’oli.+

Mponya abo bonna abanjigganya era ndokola.+

 2 Baleme kuntaagulataagula ng’empologoma,+

Ne bantwala nga tewali n’omu antaasa.

 3 Ai Yakuwa Katonda wange, bwe mba nga nze musobya,

Bwe mba nga nnakola ebitali bya bwenkanya,

 4 Bwe mba nga oyo ankolera ebirungi mmukoze ebibi,+

Oba bwe mba nga nnanyaga ebintu by’omulabe wange awatali nsonga,*

 5 Omulabe wange k’angobe ankwate;

K’anninnyirire ku ttaka nfe

Ekitiibwa kyange kisaanewo mu nfuufu. (Seera)

 6 Situka mu busungu, Ai Yakuwa;

Yimuka olwanyise abalabe bange abaswakidde;+

Golokoka ku lwange, olagire wabeewo obwenkanya.+

 7 Amawanga ka gakwetooloole;

Era ojja kugavunaana ng’oyima waggulu.

 8 Yakuwa ajja kulamula amawanga.+

Nnamula, Ai Yakuwa, okusinziira ku butuukirivu bwange

N’okusinziira ku bugolokofu bwange.+

 9 Nkwegayiridde komya ebikolwa ebibi eby’ababi.

Naye kuuma abatuukirivu,+

Kubanga ggwe Katonda omutuukirivu+ akebera emitima+ n’enneewulira.*+

10 Katonda ye ngabo yange,+ era ye Mulokozi w’abo abalina omutima omugolokofu.+

11 Katonda Mulamuzi mutuukirivu,+

Buli lunaku Katonda alangirira emisango gy’asalidde ababi.

12 Omuntu bw’ateenenye,+ Katonda awagala ekitala kye;+

Aleega omutego gwe ogw’obusaale.+

13 Ateekateeka eby’okulwanyisa bye eby’omutawaana;

Ateekateeka obusaale bwe obwakaayakana.+

14 Laba omuntu ali olubuto lw’ebintu ebibi;

Afuna olubuto lw’ebintu ebibi n’azaala obulimba.+

15 Asima ekinnya ekiwanvu,

Naye n’agwa mu kinnya kyennyini ky’asimye.+

16 Emitawaana gy’aleeta gijja kumuddira,+

Ebikolwa eby’obukambwe by’akola bijja kumuddira.

17 Nnaatenderezanga Yakuwa olw’okuba mwenkanya;+

Nnaayimbanga okutendereza erinnya lya Yakuwa+ Oyo Asingayo Okuba Waggulu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share