LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 30
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essanyu lidda mu kifo ky’okukaaba

        • Katonda alaga omuntu ekisa obulamu bwe bwonna (5)

Zabbuli 30:1

Marginal References

  • +Zb 25:2; 41:11

Zabbuli 30:2

Marginal References

  • +2Sk 20:5; Zb 6:2; 103:3

Zabbuli 30:3

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Oba, “ntaana.”

Marginal References

  • +Zb 86:13
  • +Zb 16:10; 28:1; Is 38:17; Yon 2:6

Zabbuli 30:4

Footnotes

  • *

    Obut., “ekijjukizo kye.”

Marginal References

  • +Zb 32:11
  • +Kuv 3:15

Zabbuli 30:5

Marginal References

  • +Is 12:1
  • +Is 54:8
  • +Zb 126:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 32

Zabbuli 30:6

Footnotes

  • *

    Oba, “Siritagala.”

Zabbuli 30:7

Marginal References

  • +2Sa 5:12; Zb 89:17
  • +Zb 10:1; 143:7

Zabbuli 30:8

Marginal References

  • +Zb 34:6; 77:1

Zabbuli 30:9

Footnotes

  • *

    Oba, “ntaana.”

Marginal References

  • +Zb 28:1
  • +Zb 6:5; 115:17; Mub 9:10
  • +Zb 88:11; Is 38:18

Zabbuli 30:10

Marginal References

  • +Zb 143:1
  • +Zb 28:7

Zabbuli 30:12

Footnotes

  • *

    Oba, “Ekitiibwa kyange kiryoke kiyimbe.”

General

Zab. 30:1Zb 25:2; 41:11
Zab. 30:22Sk 20:5; Zb 6:2; 103:3
Zab. 30:3Zb 86:13
Zab. 30:3Zb 16:10; 28:1; Is 38:17; Yon 2:6
Zab. 30:4Zb 32:11
Zab. 30:4Kuv 3:15
Zab. 30:5Is 12:1
Zab. 30:5Is 54:8
Zab. 30:5Zb 126:5
Zab. 30:72Sa 5:12; Zb 89:17
Zab. 30:7Zb 10:1; 143:7
Zab. 30:8Zb 34:6; 77:1
Zab. 30:9Zb 28:1
Zab. 30:9Zb 6:5; 115:17; Mub 9:10
Zab. 30:9Zb 88:11; Is 38:18
Zab. 30:10Zb 143:1
Zab. 30:10Zb 28:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 30:1-12

Zabbuli

Oluyimba olw’okutongoza ennyumba. Zabbuli ya Dawudi.

30 Nnaakugulumizanga Ai Yakuwa, kubanga onnyimusizza;

Tolese balabe bange kusanyukira nnaku yange.+

 2 Ai Yakuwa Katonda wange, nnakukaabirira onnyambe era n’omponya.+

 3 Ai Yakuwa, onzigye emagombe.*+

Onkuumye nga ndi mulamu; omponyezza okukka mu kinnya.*+

 4 Muyimbire Yakuwa ennyimba ez’okutendereza mmwe abeesigwa gy’ali,+

Mutendereze erinnya lye ettukuvu.*+

 5 Kubanga omuntu amusunguwalira kaseera buseera,+

Naye amulaga ekisa obulamu bwe bwonna.+

Akawungeezi wayinza okubaawo okukaaba, naye ku makya wabaawo okujaguza.+

 6 Bwe nnali nga sirina kintawaanya nnagamba nti:

“Sirisagaasagana.”*

 7 Ai Yakuwa, wanfuula munywevu ng’olusozi bwe wandaga ekisa.+

Naye bwe wanneekweka nnatandika okutya.+

 8 Ai Yakuwa, nnakukoowoolanga.+

Era nneegayirira Yakuwa andage ekisa.

 9 Kigasa ki bwe nfa, bwe nzika mu kinnya?*+

Enfuufu eneekutendereza?+ Eneeyogera ku bwesigwa bwo?+

10 Ai Yakuwa, mpuliriza ondage ekisa.+

Ai Yakuwa nnyamba.+

11 Okukaaba kwange okufudde mazina;

Onzigyeemu ebibukutu n’onnyambaza essanyu,

12 Ndyoke nnyimbe* nga nkutendereza era nneme kusirika.

Ai Yakuwa Katonda wange nnaakutenderezanga emirembe gyonna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share