LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala eyoleka obwesige mu Katonda

        • “Bwe musunguwala temwonoona” (4)

        • ‘Nja kwebaka mirembe’ (8)

Zabbuli 4:1

Footnotes

  • *

    Obut., “ngaziyiza ekifo.”

Marginal References

  • +Zb 11:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 30-31

Zabbuli 4:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 31

Zabbuli 4:3

Footnotes

  • *

    Oba, “ayawulawo oyo omwesigwa gy’ali.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 34

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 31

Zabbuli 4:4

Marginal References

  • +Bef 4:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 31

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 4:5

Marginal References

  • +Zb 37:3; 62:8; Nge 3:5; 1Pe 4:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 31-32

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 4:6

Marginal References

  • +Kbl 6:26; Zb 80:7; Nge 16:15; 1Pe 3:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 32

Zabbuli 4:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 32

Zabbuli 4:8

Marginal References

  • +Zb 3:5; Nge 3:24, 26
  • +Lev 25:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 32

    3/1/1991, lup. 5

General

Zab. 4:1Zb 11:7
Zab. 4:4Bef 4:26
Zab. 4:5Zb 37:3; 62:8; Nge 3:5; 1Pe 4:19
Zab. 4:6Kbl 6:26; Zb 80:7; Nge 16:15; 1Pe 3:12
Zab. 4:8Zb 3:5; Nge 3:24, 26
Zab. 4:8Lev 25:18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 4:1-8

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; kugenderako ebivuga eby’enkoba. Zabbuli ya Dawudi.

4 Bwe nkukoowoola, nnyanukula, Ai Katonda wange omutuukirivu.+

Mu buyinike bwange nteeraawo obuddukiro.*

Nkwatirwa ekisa owulire okusaba kwange.

 2 Mmwe abaana b’abantu, mulituusa wa okumpeebuula?

Mulituusa wa okwagala ebitaliimu nsa n’okunoonya ebitali bya mazima. (Seera)

 3 Mukimanye nti Yakuwa ayisa mu ngeri ya njawulo oyo omwesigwa gy’ali;*

Yakuwa ajja kuwulira bwe nnaamukoowoola.

 4 Bwe musunguwala temwonoona.+

Mwogerere mu mitima gyammwe ku bitanda byammwe, era musirike. (Seera)

 5 Muweeyo ssaddaaka ez’obutuukirivu,

Era mwesige Yakuwa.+

 6 Waliwo bangi abagamba nti: “Ani anaatulaga ebirungi?”

Ekitangaala ky’obwenyi bwo ka kitwakire, Ai Yakuwa.+

 7 Omutima gwange ogujjuzza essanyu

Erisinga ery’abo abakungudde emmere ennyingi era abalina omwenge omusu omungi.

 8 Nja kugalamira nneebake mirembe,+

Kubanga, Ai Yakuwa, ggwe wekka andeetera okuba mu mirembe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share