LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 136
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwagala kwa Yakuwa okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe

        • Eggulu n’ensi byakolebwa mu ngeri ya bukugu (5, 6)

        • Falaawo yafiira mu Nnyanja Emmyufu (15)

        • Katonda ajjukira abennyamivu (23)

        • Awa ebiramu byonna emmere (25)

Zabbuli 136:1

Marginal References

  • +Luk 18:19
  • +2By 7:3; 20:21; Zb 106:1; 107:1

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 284

Zabbuli 136:2

Marginal References

  • +Zb 97:9; Dan 2:47

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

Zabbuli 136:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

Zabbuli 136:4

Marginal References

  • +Kuv 15:11; Kub 15:3
  • +Zb 103:17

Zabbuli 136:5

Marginal References

  • +Yob 38:36; Nge 3:19, 20

Zabbuli 136:6

Marginal References

  • +Lub 1:9; Zb 24:1, 2

Zabbuli 136:7

Marginal References

  • +Lub 1:14

Zabbuli 136:8

Marginal References

  • +Lub 1:16; Yer 31:35

Zabbuli 136:9

Marginal References

  • +Zb 8:3

Zabbuli 136:10

Marginal References

  • +Kuv 12:29

Zabbuli 136:11

Marginal References

  • +Kuv 12:51

Zabbuli 136:12

Marginal References

  • +Kuv 13:14

Zabbuli 136:13

Footnotes

  • *

    Obut., “Ennyanja Emmyufu yagyawulamu ebitundutundu.”

Marginal References

  • +Kuv 14:21

Zabbuli 136:14

Marginal References

  • +Kuv 14:29

Zabbuli 136:15

Marginal References

  • +Kuv 14:27, 28

Zabbuli 136:16

Marginal References

  • +Kuv 13:18; 15:22

Zabbuli 136:17

Marginal References

  • +Yos 12:7, 8

Zabbuli 136:19

Marginal References

  • +Kbl 21:21-24

Zabbuli 136:20

Marginal References

  • +Kbl 21:33-35

Zabbuli 136:21

Marginal References

  • +Kbl 32:33

Zabbuli 136:23

Marginal References

  • +Ma 32:36
  • +Nek 9:32

Zabbuli 136:24

Marginal References

  • +Bal 3:9; 6:9

Zabbuli 136:25

Marginal References

  • +Zb 145:15; 147:9

General

Zab. 136:1Luk 18:19
Zab. 136:12By 7:3; 20:21; Zb 106:1; 107:1
Zab. 136:2Zb 97:9; Dan 2:47
Zab. 136:4Kuv 15:11; Kub 15:3
Zab. 136:4Zb 103:17
Zab. 136:5Yob 38:36; Nge 3:19, 20
Zab. 136:6Lub 1:9; Zb 24:1, 2
Zab. 136:7Lub 1:14
Zab. 136:8Lub 1:16; Yer 31:35
Zab. 136:9Zb 8:3
Zab. 136:10Kuv 12:29
Zab. 136:11Kuv 12:51
Zab. 136:12Kuv 13:14
Zab. 136:13Kuv 14:21
Zab. 136:14Kuv 14:29
Zab. 136:15Kuv 14:27, 28
Zab. 136:16Kuv 13:18; 15:22
Zab. 136:17Yos 12:7, 8
Zab. 136:19Kbl 21:21-24
Zab. 136:20Kbl 21:33-35
Zab. 136:21Kbl 32:33
Zab. 136:23Ma 32:36
Zab. 136:23Nek 9:32
Zab. 136:24Bal 3:9; 6:9
Zab. 136:25Zb 145:15; 147:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 136:1-26

Zabbuli

136 Mwebaze Yakuwa, kubanga mulungi;+

Okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.+

 2 Mwebaze Katonda wa bakatonda,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

 3 Mwebaze Mukama w’abakama,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

 4 Ye yekka akola ebyewuunyisa ennyo,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.+

 5 Yakozesa bukugu okukola eggulu,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

 6 Yayaliirira ensi ku mazzi,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

 7 Yakola ebyaka ebinene,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,

 8 Enjuba okufuganga emisana,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,

 9 Omwezi n’emmunyeenye okufuganga ekiro,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

10 Yatta ababereberye b’e Misiri,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

11 Yajja Abayisirayiri mu Misiri,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,

12 N’omukono ogw’amaanyi+ era ogugoloddwa,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

13 Yayawulamu Ennyanja Emmyufu wakati,*+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

14 Yayisa Isirayiri wakati mu yo,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

15 Yasuula Falaawo n’amagye ge mu Nnyanja Emmyufu,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

16 Yakulemberamu abantu be n’abayisa mu ddungu,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

17 Yawangula bakabaka ab’amaanyi,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

18 Yatta bakabaka ab’amaanyi,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,

19 Sikoni+ kabaka w’Abaamoli,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,

20 Ne Ogi+ kabaka wa Basani,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

21 Ensi yaabwe yagiwa abantu be okuba obusika,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe,

22 Obusika bwa Isirayiri omuweereza we,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

23 Yatujjukira bwe twali nga tufeebezeddwa,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.+

24 Yatununulanga okuva mu mukono gw’abalabe baffe,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

25 Awa ebitonde byonna ebiramu emmere,+

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

26 Mwebaze Katonda ow’omu ggulu,

Kubanga okwagala kwe okutajjulukuka kwa mirembe na mirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share