LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 31
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okufuula Yakuwa ekiddukiro

        • “Nteeka omwoyo gwange mu mukono gwo” (5)

        • “Yakuwa Katonda omwesigwa” (5)

        • Obulungi bwa Katonda obungi ennyo (19)

Zabbuli 31:1

Marginal References

  • +Zb 18:2
  • +Zb 22:4, 5; Bar 10:11
  • +Zb 143:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1994, lup. 3

Zabbuli 31:2

Footnotes

  • *

    Oba, “Kutama owulire.”

Marginal References

  • +Zb 40:17; 70:1; 71:2
  • +2Sa 22:3; Zb 18:2

Zabbuli 31:3

Marginal References

  • +2Sa 22:2
  • +Zb 23:3
  • +Zb 25:11; Yer 14:7

Zabbuli 31:4

Marginal References

  • +Zb 91:3; Mat 6:13
  • +Nge 18:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1994, lup. 5

Zabbuli 31:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Katonda ow’amazima (Katonda ensibuko y’amazima).”

Marginal References

  • +Luk 23:46; Bik 7:59
  • +Ma 32:4

Zabbuli 31:7

Marginal References

  • +Zb 9:13

Zabbuli 31:8

Footnotes

  • *

    Oba, “mu kifo ekigazi.”

Zabbuli 31:9

Marginal References

  • +Zb 6:7
  • +Zb 22:14

Zabbuli 31:10

Marginal References

  • +Nge 15:13
  • +Zb 71:9
  • +Zb 32:3; 102:3, 5

Zabbuli 31:11

Marginal References

  • +Zb 22:6; 42:10; 102:8
  • +Zb 38:11

Zabbuli 31:12

Footnotes

  • *

    Obut., “mu mitima gyabwe.”

Zabbuli 31:13

Marginal References

  • +Yer 20:10
  • +Zb 57:4

Zabbuli 31:14

Marginal References

  • +Zb 56:4
  • +Zb 43:5

Zabbuli 31:15

Footnotes

  • *

    Obut., “Ebiseera byange biri.”

Marginal References

  • +Zb 142:6

Zabbuli 31:16

Marginal References

  • +Kbl 6:25

Zabbuli 31:17

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Zb 25:2; Is 50:7
  • +Nek 6:16; Is 41:11; Yer 20:11
  • +1Sa 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1994, lup. 6

Zabbuli 31:18

Marginal References

  • +Zb 12:3; 63:11

Zabbuli 31:19

Marginal References

  • +Zb 73:1; Is 63:7
  • +Is 64:4; 1Ko 2:9
  • +Zb 126:2; Is 26:12

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 274-276

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1994, lup. 6-7

Zabbuli 31:20

Footnotes

  • *

    Obut., “okuyomba kw’ennimi.”

Marginal References

  • +Zb 27:5; 32:7
  • +Zb 64:2, 3

Zabbuli 31:21

Marginal References

  • +Zb 17:7
  • +1Sa 23:7

Zabbuli 31:22

Marginal References

  • +Yon 2:4
  • +2By 33:13; Zb 6:9; Nge 15:29; Beb 5:7

Zabbuli 31:23

Marginal References

  • +Ma 10:12
  • +1Sa 2:9; Zb 145:20
  • +2Sa 22:28; Is 2:11; Yak 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 31

Zabbuli 31:24

Marginal References

  • +Is 35:4
  • +Zb 62:1; Kuk 3:20, 21; Mi 7:7

General

Zab. 31:1Zb 18:2
Zab. 31:1Zb 22:4, 5; Bar 10:11
Zab. 31:1Zb 143:1
Zab. 31:2Zb 40:17; 70:1; 71:2
Zab. 31:22Sa 22:3; Zb 18:2
Zab. 31:32Sa 22:2
Zab. 31:3Zb 23:3
Zab. 31:3Zb 25:11; Yer 14:7
Zab. 31:4Zb 91:3; Mat 6:13
Zab. 31:4Nge 18:10
Zab. 31:5Luk 23:46; Bik 7:59
Zab. 31:5Ma 32:4
Zab. 31:7Zb 9:13
Zab. 31:9Zb 6:7
Zab. 31:9Zb 22:14
Zab. 31:10Nge 15:13
Zab. 31:10Zb 71:9
Zab. 31:10Zb 32:3; 102:3, 5
Zab. 31:11Zb 22:6; 42:10; 102:8
Zab. 31:11Zb 38:11
Zab. 31:13Yer 20:10
Zab. 31:13Zb 57:4
Zab. 31:14Zb 56:4
Zab. 31:14Zb 43:5
Zab. 31:15Zb 142:6
Zab. 31:16Kbl 6:25
Zab. 31:17Zb 25:2; Is 50:7
Zab. 31:17Nek 6:16; Is 41:11; Yer 20:11
Zab. 31:171Sa 2:9
Zab. 31:18Zb 12:3; 63:11
Zab. 31:19Zb 73:1; Is 63:7
Zab. 31:19Is 64:4; 1Ko 2:9
Zab. 31:19Zb 126:2; Is 26:12
Zab. 31:20Zb 27:5; 32:7
Zab. 31:20Zb 64:2, 3
Zab. 31:21Zb 17:7
Zab. 31:211Sa 23:7
Zab. 31:22Yon 2:4
Zab. 31:222By 33:13; Zb 6:9; Nge 15:29; Beb 5:7
Zab. 31:23Ma 10:12
Zab. 31:231Sa 2:9; Zb 145:20
Zab. 31:232Sa 22:28; Is 2:11; Yak 4:6
Zab. 31:24Is 35:4
Zab. 31:24Zb 62:1; Kuk 3:20, 21; Mi 7:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 31:1-24

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

31 Ai Yakuwa nzirukidde gy’oli.+

Tondeka kuswala.+

Nnunula olw’obutuukirivu bwo.+

 2 Tega okutu ompulirize.*

Jjangu mangu omponye.+

Beera gye ndi ng’ekigo ku lusozi,

Ng’ekifo ekiriko bbugwe, ondokole.+

 3 Kubanga oli lwazi lwange era oli kigo kyange;+

Ojja kunkulembera era onnuŋŋamye+ olw’erinnya lyo.+

 4 Ojja kunzigya mu kitimba kye banteze,+

Kubanga oli kigo kyange.+

 5 Nteeka omwoyo gwange mu mukono gwo.+

Ai Yakuwa Katonda omwesigwa* onnunudde.+

 6 Nkyawa abo abasinza ebifaananyi ebitalina mugaso,

Naye nneesiga Yakuwa.

 7 Nja kusanyuka nnyo olw’okwagala kwo okutajjulukuka,

Kubanga olabye obuyinike bwange;+

Omanyi obulumi obw’amaanyi bwe ndimu.

 8 Tompaddeeyo eri abalabe bange,

Wabula onnyimiriza mu kifo omutali kabi.*

 9 Nkwatirwa ekisa Ai Yakuwa, kubanga ndi mu nnaku.

Obulumi bunafuyizza amaaso gange+ n’omubiri gwange gwonna.+

10 Obulamu bwange buggwaawo olw’ennaku,+

N’emyaka gyange olw’okusinda.+

Amaanyi gange gakendedde olw’ensobi yange;

Amagumba gange ganafuye.+

11 Abalabe bange bonna bannyooma,+

Naddala baliraanwa bange.

Bannange bantya;

Bwe bandaba ebweru banziruka.+

12 Banzigya mu birowoozo byabwe* ne banneerabira, nga gy’obeera nnafa;

Nninga ensumbi eyayatika.

13 Mpulidde eŋŋambo ez’akabi nnyingi;

Entiisa enneetoolodde.+

Bakuŋŋaana wamu,

Ne bakola enkwe okunzita.+

14 Naye nneesiga ggwe, Ai Yakuwa.+

Nnangirira nti: “Ggwe Katonda wange.”+

15 Ennaku zange ziri* mu mukono gwo.

Mponya mu mukono gw’abalabe bange era n’abo abanjigganya.+

16 Omuweereza wo mukwatirwe ekisa.+

Ndokola olw’okwagala kwo okutajjulukuka.

17 Ai Yakuwa, bwe nkukoowoola tondeka kuswala.+

Ababi ka baswale;+

Ka basirisibwe emagombe.*+

18 Emimwa emirimba ka gibunire;+

Emimwa egyogeza amalala n’obunyoomi nga giduulira abatuukirivu.

19 Obulungi bwo nga bungi nnyo!+

Obuterekedde abo abakutya,+

Era obulaze mu maaso g’abantu bonna ku lw’abo abaddukira gy’oli.+

20 Olibakweka mu kifo kyo eky’ekyama+

N’obawonya enkwe z’abantu;

Olibakweka mu weema yo

N’obawonya abo ababoogerera eby’ettima.*+

21 Yakuwa atenderezebwe,

Kubanga mu ngeri ey’ekitalo, andaze okwagala okutajjulukuka+ nga ndi mu kibuga ekizingiziddwa.+

22 Nnatya ne ŋŋamba nti:

“Nja kusaanawo nve mu maaso go.”+

Naye bwe nnakukaabirira onnyambe wawulira okuwanjaga kwange.+

23 Mwagale Yakuwa mmwe mmwenna abeesigwa gy’ali!+

Yakuwa akuuma abeesigwa,+

Naye omuntu yenna ow’amalala amubonerereza ddala.+

24 Mube bavumu era mube n’omutima omugumu,+

Mmwe mmwenna abalindirira Yakuwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share