LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 36
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwagala kwa Katonda okutajjulukuka

        • Omubi tatya Katonda (1)

        • Katonda ye nsibuko y’obulamu (9)

        • “Ekitangaala kyo kye kitusobozesa okulaba ekitangaala” (9)

Zabbuli 36:1

Marginal References

  • +Bar 3:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1989, lup. 6-7

Zabbuli 36:2

Marginal References

  • +Ma 29:19, 20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1989, lup. 6-7

Zabbuli 36:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1989, lup. 6-7

Zabbuli 36:5

Marginal References

  • +Zb 103:11

Zabbuli 36:6

Footnotes

  • *

    Obut., “ensozi za Katonda.”

  • *

    Oba, “olokola.”

Marginal References

  • +Zb 71:19
  • +Bar 11:33
  • +Zb 145:9; 1Ti 4:10

Zabbuli 36:7

Marginal References

  • +Mi 7:18
  • +Lus 2:12; Zb 17:8; 91:4

Zabbuli 36:8

Footnotes

  • *

    Obut., “Banywa obugevvu obw’omu.”

Marginal References

  • +Zb 65:4
  • +Zb 16:11

Zabbuli 36:9

Marginal References

  • +Yob 33:4; Yer 2:13; Bik 17:28; Kub 4:11
  • +Zb 27:1; 43:3; Yak 1:17; 1Pe 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2001, lup. 32

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 152

Zabbuli 36:10

Marginal References

  • +Zb 103:17
  • +Zb 7:10; 97:11

Zabbuli 36:12

Marginal References

  • +Zb 1:5

General

Zab. 36:1Bar 3:18
Zab. 36:2Ma 29:19, 20
Zab. 36:5Zb 103:11
Zab. 36:6Zb 71:19
Zab. 36:6Bar 11:33
Zab. 36:6Zb 145:9; 1Ti 4:10
Zab. 36:7Mi 7:18
Zab. 36:7Lus 2:12; Zb 17:8; 91:4
Zab. 36:8Zb 65:4
Zab. 36:8Zb 16:11
Zab. 36:9Yob 33:4; Yer 2:13; Bik 17:28; Kub 4:11
Zab. 36:9Zb 27:1; 43:3; Yak 1:17; 1Pe 2:9
Zab. 36:10Zb 103:17
Zab. 36:10Zb 7:10; 97:11
Zab. 36:12Zb 1:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 36:1-12

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi omuweereza wa Yakuwa.

36 Okwonoona kwogera n’omubi munda mu mutima gwe;

Tatya Katonda.+

 2 Olw’okuba yeetwala nti wa kitalo nnyo,

Tasobola kulaba nsobi ze azikyawe.+

 3 Ebigambo by’omu kamwa ke birumya era bya bulimba;

Akiraga nti talina magezi ga kukola birungi.

 4 Ne bw’aba ku kitanda kye abaako ebintu ebibi by’ateekateeka okukola.

Akwata ekkubo eritali ddungi;

Teyeesamba bintu bibi.

 5 Ai Yakuwa, okwagala kwo okutajjulukuka kutuuka ku ggulu,+

Obwesigwa bwo butuuka ku bire.

 6 Obutuukirivu bwo bulinga ensozi engulumivu;*+

Ennamula yo eringa amazzi amangi amawanvu,+

Ai Yakuwa, okuuma* abantu n’ensolo.+

 7 Ai Katonda, okwagala kwo okutajjulukuka nga kwa muwendo nnyo!+

Abaana b’abantu baddukira

wansi w’ebiwaawaatiro byo.+

 8 Banywa ebintu ebisingayo obulungi eby’omu* nnyumba yo ne bamatira,+

Era obanywesa ku bintu byo ebirungi ebikulukuta ng’omugga.+

 9 Ggwe nsibuko y’obulamu;+

Ekitangaala kyo kye kitusobozesa okulaba ekitangaala.+

10 Weeyongere okulaga okwagala kwo okutajjulukuka eri abo abakumanyi,+

N’obutuukirivu bwo eri abo abalina omutima omugolokofu.+

11 Ekigere ky’abo abeekulumbaza tokikkiriza kunninnyako,

Wadde omukono gw’ababi okungoba we ndi.

12 Laba, aboonoonyi bagudde;

Bameggeddwa era tebasobola kusituka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share