LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zekkaliya 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa avumirira okusiiba okw’obunnanfuusi (1-14)

        • “Mwasiibiranga nze?” (5)

        • ‘Mube benkanya; buli omu alage munne okwagala okutajjulukuka era amusaasire’ (9)

Zekkaliya 7:1

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. B15.

Marginal References

  • +Ezr 6:14; Zek 1:1

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2016, 2116

Zekkaliya 7:3

Footnotes

  • *

    Oba, “aba yeekaalu.”

Marginal References

  • +2Sk 25:8-10; Yer 52:12-14

Zekkaliya 7:5

Marginal References

  • +Yer 41:1, 2
  • +Yer 25:11; Zek 1:12

Zekkaliya 7:7

Marginal References

  • +2By 36:15

Zekkaliya 7:9

Marginal References

  • +Nge 21:3; Yer 21:12
  • +Nge 16:6; Kos 10:12; Mi 6:8

Zekkaliya 7:10

Footnotes

  • *

    Oba, “mulekwa.”

Marginal References

  • +Kuv 22:22; Ma 24:17; Is 1:17
  • +Kuv 23:9; Mal 3:5
  • +Nge 22:22
  • +Zek 8:17

Zekkaliya 7:11

Marginal References

  • +2By 33:10; Yer 6:10
  • +Nek 9:29
  • +2Sk 17:13, 14; Is 6:10; Yer 25:7

Zekkaliya 7:12

Footnotes

  • *

    Oba, “bulagirizi.”

Marginal References

  • +Ezk 3:7
  • +Nek 9:30; Bik 7:51
  • +2By 36:15, 16; Yer 21:5

Zekkaliya 7:13

Marginal References

  • +Is 50:2
  • +Is 1:15; Kuk 3:44

Zekkaliya 7:14

Marginal References

  • +Ma 28:64; Yer 5:15
  • +Lev 26:22, 33; 2By 36:20, 21

General

Zek. 7:1Ezr 6:14; Zek 1:1
Zek. 7:32Sk 25:8-10; Yer 52:12-14
Zek. 7:5Yer 41:1, 2
Zek. 7:5Yer 25:11; Zek 1:12
Zek. 7:72By 36:15
Zek. 7:9Nge 21:3; Yer 21:12
Zek. 7:9Nge 16:6; Kos 10:12; Mi 6:8
Zek. 7:10Kuv 22:22; Ma 24:17; Is 1:17
Zek. 7:10Kuv 23:9; Mal 3:5
Zek. 7:10Nge 22:22
Zek. 7:10Zek 8:17
Zek. 7:112By 33:10; Yer 6:10
Zek. 7:11Nek 9:29
Zek. 7:112Sk 17:13, 14; Is 6:10; Yer 25:7
Zek. 7:12Ezk 3:7
Zek. 7:12Nek 9:30; Bik 7:51
Zek. 7:122By 36:15, 16; Yer 21:5
Zek. 7:13Is 50:2
Zek. 7:13Is 1:15; Kuk 3:44
Zek. 7:14Ma 28:64; Yer 5:15
Zek. 7:14Lev 26:22, 33; 2By 36:20, 21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zekkaliya 7:1-14

Zekkaliya

7 Awo Yakuwa n’ayogera ne Zekkaliya+ nate mu mwaka ogw’okuna ogw’obufuzi bwa Kabaka Daliyo ku lunaku olw’okuna mu mwezi ogw’omwenda, omwezi gwa Kisulevu.* 2 Awo abantu b’omu Beseri ne batuma Salezeeri ne Legemu-mereki n’abasajja be okwegayirira Yakuwa, 3 nga bagamba bakabona ab’ennyumba* ya Yakuwa ow’eggye ne bannabbi nti: “Nkaabe mu mwezi ogw’okutaano+ era ndekeyo okulya nga bwe mbadde nkola emyaka gino gyonna?”

4 Yakuwa ow’eggye n’ayogera nange nate, n’agamba nti: 5 “Gamba abantu b’omu nsi bonna ne bakabona nti, ‘Bwe mwasiibanga, era bwe mwakaabanga mu mwezi ogw’okutaano ne mu mwezi ogw’omusanvu+ okumala emyaka 70,+ mwasiibiranga nze? 6 Bwe mwalyanga era bwe mwanywanga, temwalyanga era temwanywanga mmwe mmwennyini musobole okwesanyusa? 7 Temugwanidde kuwuliriza bigambo Yakuwa bye yayogera okuyitira mu bannabbi ab’edda,+ Yerusaalemi n’ebibuga ebyali bikyetoolodde we byabeereramu abantu era nga biri mu mirembe, era nga ne mu Negebu ne mu Sefera mulimu abantu?’”

8 Awo Yakuwa n’ayogera ne Zekkaliya nate, n’agamba nti: 9 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Musale emisango mu bwenkanya+ ne mu butuukirivu; buli omu alage munne okwagala okutajjulukuka+ era amusaasire. 10 Temukumpanya nnamwandu, wadde omwana atalina kitaawe,*+ wadde omugwira,+ wadde omwavu,+ era temuteekateeka mu mitima gyammwe kukola kabi ku bannammwe.’+ 11 Naye baagaana okussaayo omwoyo,+ era baawaganyala,+ era baaziba amatu gaabwe baleme okuwulira.+ 12 Emitima gyabwe baagifuula ng’ejjinja erisingayo obugumu+ era tebaawuliriza mateeka* n’ebigambo Yakuwa ow’eggye bye yabasindikira okuyitira mu bannabbi ab’edda+ ng’akozesa omwoyo gwe; bw’atyo Yakuwa ow’eggye n’asunguwala nnyo.”+

13 “‘Kale nga bwe nnabayitanga+ ne batawuliriza, nabo bwe bankoowoolanga saawulirizanga,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba. 14 ‘Nnakozesa embuyaga ey’amaanyi ne mbasaasaanya mu mawanga gonna ge baali batamanyi;+ era ensi yasigala matongo nga tewali muntu agiyitamu wadde akomawo mu yo.+ Ensi ennungi baagifuula ekintu eky’entiisa.’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share