LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusinza Moleki; eby’obusamize (1-6)

      • Beera mutukuvu, era wa bazadde bo ekitiibwa (7-9)

      • Okutta abo ababa bakoze eby’obuseegu (10-21)

      • Mubeere batukuvu musigale mu nsi (22-26)

      • Abasamize ba kuttibwa (27)

Eby’Abaleevi 20:2

Marginal References

  • +Lev 18:21; Ma 18:10

Eby’Abaleevi 20:3

Marginal References

  • +Ezk 5:11

Eby’Abaleevi 20:4

Marginal References

  • +Ma 13:6-9

Eby’Abaleevi 20:5

Marginal References

  • +Kuv 20:5

Eby’Abaleevi 20:6

Marginal References

  • +Lev 19:31; Ma 18:10-12; Bag 5:19, 20; Kub 21:8
  • +Lev 20:27; Bik 16:16
  • +1By 10:13

Eby’Abaleevi 20:7

Marginal References

  • +Lev 11:44; 1Pe 1:15, 16

Eby’Abaleevi 20:8

Marginal References

  • +Lev 18:4; Mub 12:13
  • +Kuv 31:13; Lev 21:8; 1Se 5:23; 2Se 2:13

Eby’Abaleevi 20:9

Marginal References

  • +Kuv 21:17; Ma 27:16; Nge 20:20; Mat 15:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 22

Eby’Abaleevi 20:10

Marginal References

  • +Ma 5:18; 22:22; Bar 7:3; 1Ko 6:9, 10

Eby’Abaleevi 20:11

Marginal References

  • +Lev 18:8; Ma 27:20

Eby’Abaleevi 20:12

Marginal References

  • +Lev 18:15, 29

Eby’Abaleevi 20:13

Marginal References

  • +Lub 19:5; Lev 18:22; Bal 19:22; Bar 1:26, 27; 1Ko 6:9, 10; Yud 7

Eby’Abaleevi 20:14

Marginal References

  • +Lev 18:17; Ma 27:23
  • +Lev 21:9

Eby’Abaleevi 20:15

Marginal References

  • +Kuv 22:19; Ma 27:21

Eby’Abaleevi 20:16

Marginal References

  • +Lev 18:23

Eby’Abaleevi 20:17

Marginal References

  • +Lev 18:9; Ma 27:22

Eby’Abaleevi 20:18

Marginal References

  • +Lev 18:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1989, lup. 6-7

Eby’Abaleevi 20:19

Marginal References

  • +Lev 18:12, 13

Eby’Abaleevi 20:20

Marginal References

  • +Lev 18:14

Eby’Abaleevi 20:21

Marginal References

  • +Lev 18:16; Ma 25:5

Eby’Abaleevi 20:22

Marginal References

  • +Kuv 21:1; Ma 5:1; Mub 12:13
  • +Lev 18:26, 28

Eby’Abaleevi 20:23

Marginal References

  • +Lev 18:3, 24; Ma 12:30
  • +Lev 18:27; Ma 9:5

Eby’Abaleevi 20:24

Marginal References

  • +Kuv 3:17; 6:8; Ma 8:7-9; Ezk 20:6
  • +Kuv 19:5; 33:16; 1Sk 8:53; 1Pe 2:9

Eby’Abaleevi 20:25

Marginal References

  • +Lev 11:46, 47; Ma 14:4-20
  • +Lev 11:43

Eby’Abaleevi 20:26

Marginal References

  • +Lev 19:2; Zb 99:5; 1Pe 1:15, 16; Kub 4:8
  • +Ma 7:6

Eby’Abaleevi 20:27

Marginal References

  • +Kuv 22:18; Lev 19:31; 20:6; Ma 18:10-12; Kub 21:8

General

Leev. 20:2Lev 18:21; Ma 18:10
Leev. 20:3Ezk 5:11
Leev. 20:4Ma 13:6-9
Leev. 20:5Kuv 20:5
Leev. 20:6Lev 19:31; Ma 18:10-12; Bag 5:19, 20; Kub 21:8
Leev. 20:6Lev 20:27; Bik 16:16
Leev. 20:61By 10:13
Leev. 20:7Lev 11:44; 1Pe 1:15, 16
Leev. 20:8Lev 18:4; Mub 12:13
Leev. 20:8Kuv 31:13; Lev 21:8; 1Se 5:23; 2Se 2:13
Leev. 20:9Kuv 21:17; Ma 27:16; Nge 20:20; Mat 15:4
Leev. 20:10Ma 5:18; 22:22; Bar 7:3; 1Ko 6:9, 10
Leev. 20:11Lev 18:8; Ma 27:20
Leev. 20:12Lev 18:15, 29
Leev. 20:13Lub 19:5; Lev 18:22; Bal 19:22; Bar 1:26, 27; 1Ko 6:9, 10; Yud 7
Leev. 20:14Lev 18:17; Ma 27:23
Leev. 20:14Lev 21:9
Leev. 20:15Kuv 22:19; Ma 27:21
Leev. 20:16Lev 18:23
Leev. 20:17Lev 18:9; Ma 27:22
Leev. 20:18Lev 18:19
Leev. 20:19Lev 18:12, 13
Leev. 20:20Lev 18:14
Leev. 20:21Lev 18:16; Ma 25:5
Leev. 20:22Kuv 21:1; Ma 5:1; Mub 12:13
Leev. 20:22Lev 18:26, 28
Leev. 20:23Lev 18:3, 24; Ma 12:30
Leev. 20:23Lev 18:27; Ma 9:5
Leev. 20:24Kuv 3:17; 6:8; Ma 8:7-9; Ezk 20:6
Leev. 20:24Kuv 19:5; 33:16; 1Sk 8:53; 1Pe 2:9
Leev. 20:25Lev 11:46, 47; Ma 14:4-20
Leev. 20:25Lev 11:43
Leev. 20:26Lev 19:2; Zb 99:5; 1Pe 1:15, 16; Kub 4:8
Leev. 20:26Ma 7:6
Leev. 20:27Kuv 22:18; Lev 19:31; 20:6; Ma 18:10-12; Kub 21:8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Eby’Abaleevi 20:1-27

Eby’Abaleevi

20 Yakuwa era n’agamba Musa nti: 2 “Gamba Abayisirayiri nti, ‘Omuyisirayiri yenna oba omugwira abeera mu Isirayiri anaawangayo abamu ku baana be eri Moleki, anattibwanga.+ Abantu b’omu nsi banaamukubanga amayinja n’afa. 3 Nja kwolekeza omuntu oyo obwenyi bwange era nja kumusaanyaawo, kubanga anaaba awaddeyo eri Moleki abamu ku baana be, ekifo kyange ekitukuvu+ n’akifuula ekitali kirongoofu, era n’avvoola erinnya lyange ettukuvu. 4 Singa abantu b’omu nsi mu bugenderevu babuusa amaaso ekikolwa ky’omusajja oyo awaddeyo eri Moleki abamu ku baana be ne batamutta,+ 5 nze kennyini nja kwolekeza obwenyi bwange eri omusajja oyo n’ab’omu maka ge.+ Nja kumutta awamu n’abo bonna abamwegattako mu kwenda ne Moleki.

6 “‘Omuntu anaagendanga mu basamize+ n’abalaguzi+ n’ayenda nabo mu by’omwoyo, nja kumwolekeza obwenyi bwange mmutte.+

7 “‘Mwetukuzenga era mubenga batukuvu,+ kubanga nze Yakuwa Katonda wammwe. 8 Mukwatenga amateeka gange.+ Nze Yakuwa abatukuza.+

9 “‘Omuntu yenna anaakolimiranga kitaawe oba nnyina, anattibwanga.+ Omusaayi gwe gunaabanga ku ye kubanga akolimidde kitaawe oba nnyina.

10 “‘Omusajja anaayendanga ku muka munne, anattibwanga. Abenzi abo bombi,+ omusajja n’omukazi, banattibwanga. 11 Omusajja aneegattanga ne muka kitaawe anaabanga aweebudde kitaawe.+ Bombi banattibwanga. Omusaayi gwabwe gunaabanga ku bo. 12 Omusajja bw’aneegattanga ne muka mutabani we, bombi banattibwanga. Baba bakoze ekitali kya buzaaliranwa. Omusaayi gwabwe gunaabanga ku bo.+

13 “‘Omusajja bw’aneegattanga ne musajja munne nga bwe yandyegasse n’omukazi, bombi baba bakoze ekintu eky’omuzizo.+ Banattibwanga. Omusaayi gwabwe gunaabanga ku bo.

14 “‘Omusajja bw’awasanga omukazi ate ne yeegatta ne nnyina w’omukazi oyo, kiba kikolwa kya bugwenyufu.+ Anaayokebwanga omuliro awamu nabo,+ obugwenyufu buleme kweyongera mu mmwe.

15 “‘Omusajja bw’aneegattanga n’ensolo, anattibwanga, era n’ensolo mugittanga.+ 16 Omukazi bw’anaasembereranga ensolo yonna okwegatta nayo,+ muttanga omukazi oyo n’ensolo. Banattibwanga. Omusaayi gwabwe guli ku bo.

17 “‘Omusajja bwe yeegattanga ne mwannyina, muwala wa kitaawe oba muwala wa nnyina, n’alaba obwereere bwe, ne mwannyina naye n’alaba obwereere bwe, kiba kya buswavu.+ Banattibwanga mu maaso g’abantu baabwe. Aba aweebudde mwannyina. Anaabonerezebwanga olw’ekibi kye.

18 “‘Omusajja bw’aneegattanga n’omukazi ali mu nsonga, bombi baba balaze nti omusaayi si mutukuvu gye bali.+ Bombi banattibwanga.

19 “‘Teweegattanga na muganda wa maama wo oba mwannyina kitaawo kubanga oba oweebudde oyo gw’olinako oluganda olw’okumpi.+ Abakola ekyo banaabonerezebwanga. 20 Omusajja aneegattanga ne muka kitaawe omuto anaaba aweebudde kitaawe omuto.+ Banaabonerezebwanga. Balifa tebazadde ku mwana. 21 Omusajja bw’anaawasanga muka muganda we, kinaabanga kya muzizo.+ Aba aweebudde muganda we. Tebalizaala baana.

22 “‘Mukwatenga amateeka gange n’ebiragiro byange byonna,+ ensi gye mbatwalamu okubeeramu ereme okubasesema.+ 23 Temutambuliranga mu mateeka g’amawanga ge ngoba mu maaso gammwe,+ kubanga gakoze ebintu bino byonna era ngakyaye.+ 24 Eno ye nsonga lwaki nnabagamba nti: “Mujja kutwala ensi yaabwe era nze nja kugibawa ebe yammwe, ensi ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe abaawudde ku mawanga amalala.”+ 25 Mwawulanga ensolo ennongoofu ku eyo etali nnongoofu, ekinyonyi ekirongoofu ku kitali kirongoofu;+ temwefuulanga ab’omuzizo olw’ensolo oba ekinyonyi oba ekintu kyonna ekyewalula ku nsi kye nnabaawulirawo mukitwale ng’ekitali kirongoofu.+ 26 Munaabanga batukuvu gye ndi kubanga nze Yakuwa ndi mutukuvu;+ era mbaawula ku mawanga gonna mube bantu bange.+

27 “‘Omusajja yenna oba omukazi omulubaale oba omulaguzi, anattibwanga.+ Abantu banaamukubanga amayinja n’afa. Omusaayi gwe gunaaba ku ye.’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share