LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Matayo 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obufumbo n’okugattululwa (1-9)

      • Ekirabo eky’okubeera obwannamunigina (10-12)

      • Yesu awa abaana omukisa (13-15)

      • Ekibuuzo ky’omusajja eyali omugagga (16-24)

      • Okwefiiriza ku lw’Obwakabaka (25-30)

Matayo 19:1

Marginal References

  • +Mak 10:1

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 8

Matayo 19:3

Footnotes

  • *

    Oba, “okugattululwa ne.”

Marginal References

  • +Ma 24:1; Mak 10:2-12

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 8

Matayo 19:4

Marginal References

  • +Lub 1:27; 5:2

Matayo 19:5

Marginal References

  • +Lub 2:24; Bef 5:31

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 42

    Zuukuka!,

    Na. 1 2018 lup. 9

Matayo 19:6

Marginal References

  • +Mak 10:9; 1Ko 7:11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 42

    Zuukuka!,

    Na. 1 2018 lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2016, lup. 15-16

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2012, lup. 7

    7/15/2009, lup. 13-14

    5/1/2007, lup. 23-27

    10/1/2003, lup. 5

    7/1/1990, lup. 8

Matayo 19:7

Footnotes

  • *

    Oba, “agattululwa ne.”

Marginal References

  • +Ma 24:1; Mat 5:31

Matayo 19:8

Footnotes

  • *

    Oba, “agattululwa ne.”

Marginal References

  • +Mak 10:5
  • +Lub 2:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2016, lup. 11-12

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 8-9

Matayo 19:9

Footnotes

  • *

    Oba, “agattululwa ne.”

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mal 2:14; Mat 5:32; Mak 10:11, 12; Luk 16:18; Bar 7:3; 1Ko 7:10; Beb 13:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 42

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2018, lup. 12

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2012, lup. 9

    7/1/1990, lup. 9

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 147-148

Matayo 19:10

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 9

Matayo 19:11

Marginal References

  • +1Ko 7:7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 42

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 20

    11/1/1996, lup. 8-9

    5/1/1988, lup. 7-8

Matayo 19:12

Marginal References

  • +1Ko 7:32, 38; 9:5

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 42

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2019

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2012, lup. 20

    11/1/1996, lup. 8-9, 17

    1/1/1993,

    7/1/1990, lup. 9

    5/1/1988, lup. 7-8

Matayo 19:13

Marginal References

  • +Mak 10:13-16; Luk 18:15-17

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 9

Matayo 19:14

Marginal References

  • +Mat 18:3; Mak 10:14; Luk 18:16

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 9

Matayo 19:15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 222

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1990, lup. 9

Matayo 19:16

Marginal References

  • +Mak 10:17-22; Luk 18:18-23

Matayo 19:17

Marginal References

  • +Mak 10:18
  • +Lev 18:5; Luk 10:25-28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 10

Matayo 19:18

Marginal References

  • +Kuv 20:13; Ma 5:17
  • +Kuv 20:14; Ma 5:18
  • +Kuv 20:15; Ma 5:19
  • +Kuv 20:16; Ma 5:20

Matayo 19:19

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 5:43.

Marginal References

  • +Kuv 20:12; Ma 5:16
  • +Lev 19:18; Mat 22:39; Mak 12:31; Luk 10:27; Bar 13:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2019, lup. 24-25

Matayo 19:20

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 224

Matayo 19:21

Marginal References

  • +Mat 6:20
  • +Luk 12:33; 18:22; Baf 3:7

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 224-225

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2007, lup. 3-4

    6/1/2003, lup. 5

    8/1/1990, lup. 11

Matayo 19:22

Marginal References

  • +Luk 18:23

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 224-225

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2007, lup. 3-4

    8/1/1990, lup. 11

Matayo 19:23

Marginal References

  • +Mak 10:23; Luk 18:24; 1Ti 6:10

Matayo 19:24

Marginal References

  • +Mak 10:25; Luk 18:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 20

Matayo 19:25

Marginal References

  • +Mak 10:26, 27; Luk 18:26, 27

Matayo 19:26

Marginal References

  • +Yob 42:2

Matayo 19:27

Marginal References

  • +Mak 10:28; Luk 5:11; 18:28; Baf 3:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2016, lup. 25-26

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2008, lup. 16-17

Matayo 19:28

Marginal References

  • +Dan 7:14; Mat 20:21; Luk 22:28-30; 1Ko 6:2; Kub 20:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 23

    9/15/2011, lup. 11

    3/15/2010, lup. 24-25

    8/15/2009, lup. 8

    1/15/2008, lup. 30

    11/1/1995, lup. 9

    8/1/1990, lup. 11

    Yesu—Ekkubo, lup. 225

Matayo 19:29

Marginal References

  • +Mak 10:29, 30; Luk 18:29, 30; Beb 10:34

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2016, lup. 25-26

    Yesu—Ekkubo, lup. 225

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2009, lup. 8

    8/1/1990, lup. 11

Matayo 19:30

Marginal References

  • +Mat 20:16; Mak 10:31; Luk 13:30

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 225-226

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 11

General

Mat. 19:1Mak 10:1
Mat. 19:3Ma 24:1; Mak 10:2-12
Mat. 19:4Lub 1:27; 5:2
Mat. 19:5Lub 2:24; Bef 5:31
Mat. 19:6Mak 10:9; 1Ko 7:11
Mat. 19:7Ma 24:1; Mat 5:31
Mat. 19:8Mak 10:5
Mat. 19:8Lub 2:24
Mat. 19:9Mal 2:14; Mat 5:32; Mak 10:11, 12; Luk 16:18; Bar 7:3; 1Ko 7:10; Beb 13:4
Mat. 19:111Ko 7:7
Mat. 19:121Ko 7:32, 38; 9:5
Mat. 19:13Mak 10:13-16; Luk 18:15-17
Mat. 19:14Mat 18:3; Mak 10:14; Luk 18:16
Mat. 19:16Mak 10:17-22; Luk 18:18-23
Mat. 19:17Mak 10:18
Mat. 19:17Lev 18:5; Luk 10:25-28
Mat. 19:18Kuv 20:13; Ma 5:17
Mat. 19:18Kuv 20:14; Ma 5:18
Mat. 19:18Kuv 20:15; Ma 5:19
Mat. 19:18Kuv 20:16; Ma 5:20
Mat. 19:19Kuv 20:12; Ma 5:16
Mat. 19:19Lev 19:18; Mat 22:39; Mak 12:31; Luk 10:27; Bar 13:9
Mat. 19:21Mat 6:20
Mat. 19:21Luk 12:33; 18:22; Baf 3:7
Mat. 19:22Luk 18:23
Mat. 19:23Mak 10:23; Luk 18:24; 1Ti 6:10
Mat. 19:24Mak 10:25; Luk 18:25
Mat. 19:25Mak 10:26, 27; Luk 18:26, 27
Mat. 19:26Yob 42:2
Mat. 19:27Mak 10:28; Luk 5:11; 18:28; Baf 3:8
Mat. 19:28Dan 7:14; Mat 20:21; Luk 22:28-30; 1Ko 6:2; Kub 20:4
Mat. 19:29Mak 10:29, 30; Luk 18:29, 30; Beb 10:34
Mat. 19:30Mat 20:16; Mak 10:31; Luk 13:30
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 19:1-30

Matayo

19 Yesu bwe yamala okwogera ebigambo ebyo, n’ava e Ggaliraaya n’agenda ku nsalo za Buyudaaya emitala wa Yoludaani.+ 2 Era ekibiina ky’abantu kinene ne kimugoberera, n’abawonyeza eyo.

3 Abafalisaayo ne bajja gy’ali nga baagala okumukema, era ne bamubuuza nti: “Kikkirizibwa omusajja okugoba* mukazi we ku buli nsonga yonna?”+ 4 N’abaddamu nti: “Temusomangako nti oyo eyabatonda ku lubereberye yatonda omusajja n’omukazi+ 5 era n’agamba nti: ‘Omusajja kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina n’anywerera ku mukazi we, era ababiri abo banaabanga omubiri gumu’?+ 6 Nga tebakyali babiri, wabula nga bali omubiri gumu. N’olwekyo, Katonda ky’agasse awamu, omuntu yenna takyawulangamu.”+ 7 Ne bamugamba nti: “Kati olwo lwaki Musa yagamba nti buli agoba* mukazi we alina okumuwa ebbaluwa eraga nti amugobye?”+ 8 N’abagamba nti: “Olw’obukakanyavu bw’emitima gyammwe, Musa yabakkiriza okugoba* bakazi bammwe,+ naye si bwe kyali okuva ku lubereberye.+ 9 Mbagamba nti, buli agoba* mukazi we okuggyako ng’amuvunaana gwa bwenzi,* n’awasa omulala, aba ayenze.”+

10 Abayigirizwa ne bamugamba nti: “Bwe kiba ng’obufumbo bwe butyo bwe buli, kirungi obutawasa.” 11 N’abagamba nti: “Tekiri nti buli muntu asobola okugoberera ekigambo ekyo okuggyako abo abalina ekirabo.+ 12 Waliwo abalaawe abazaalibwa nga balaawe, waliwo abo abaalaayibwa abantu, era waliwo n’abo abeeraawa olw’Obwakabaka obw’omu ggulu. Oyo asobola okusigala nga si mufumbo asigale nga si mufumbo.”+

13 Awo ne bamuleetera abaana abato abasseeko emikono era abasabire, kyokka abayigirizwa be ne bababoggolera.+ 14 Naye Yesu n’abagamba nti: “Muleke abaana abato bajje gye ndi, temubagaana, kubanga Obwakabaka obw’omu ggulu bw’abo abalinga abaana abato.”+ 15 N’abassaako emikono n’ava mu kifo ekyo.

16 Awo ne wabaawo omuntu eyajja gy’ali n’amugamba nti: “Omuyigiriza, kirungi ki kye nteekwa okukola nsobole okufuna obulamu obutaggwaawo?”+ 17 N’amugamba nti: “Lwaki ombuuza ekirungi? Omulungi ali omu.+ Naye bw’oba oyagala okufuna obulamu, kwatanga ebiragiro.”+ 18 N’amugamba nti: “Bye biruwa?” Yesu n’amuddamu nti: “Tottanga,+ toyendanga,+ tobbanga,+ towaayirizanga,+ 19 kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa,+ era olina okwagala muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.”+ 20 Omusajja n’amugamba nti: “Bino byonna mbadde mbikwata; kiki ekirala kye mbulako?” 21 Yesu n’amugamba nti: “Bw’oba oyagala okuba eyatuukirira, genda otunde ebintu byo ogabire abaavu, oliba n’obugagga mu ggulu;+ bw’omala okukola ekyo, ojje ongoberere.”+ 22 Omusajja bwe yawulira ebyo n’agenda ng’anakuwadde kubanga yalina ebintu bingi.+ 23 Naye Yesu n’agamba abayigirizwa be nti: “Mazima mbagamba nti kijja kuba kizibu nnyo omugagga okuyingira mu Bwakabaka obw’omu ggulu.+ 24 Ate era mbagamba nti kyangu eŋŋamira okuyita mu katuli k’empiso okusinga omugagga okuyingira mu Bwakabaka bwa Katonda.”+

25 Abayigirizwa bwe baawulira ekyo ne beewuunya nnyo, ne bagamba nti: “Ddala ani ayinza okulokolebwa?”+ 26 Yesu n’abatunuulira n’abagamba nti: “Eri abantu tekisoboka, naye eri Katonda ebintu byonna bisoboka.”+

27 Peetero n’amugamba nti: “Laba! Twaleka ebintu byonna ne tukugoberera, kale tulifuna ki?”+ 28 Yesu n’abagamba nti: “Mazima mbagamba nti, Omwana w’omuntu bw’alituula ku ntebe ye ey’ekitiibwa ng’ebintu byonna bizzibwa obuggya, mmwe abangoberedde mulituula ku ntebe 12 ne mulamula ebika bya Isirayiri ekkumi n’ebibiri.+ 29 Era buli muntu eyaleka ennyumba, baganda be, oba bannyina, oba kitaawe, oba nnyina, oba abaana, oba ebibanja olw’erinnya lyange, ajja kufuna ebisingawo emirundi kikumi, era ajja kufuna n’obulamu obutaggwaawo.+

30 “Naye bangi ab’olubereberye baliba ba luvannyuma, n’ab’oluvannyuma baliba ba lubereberye.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share