LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Amateeka agakwata ku butukuvu (1-37)

        • Engeri entuufu ey’okukungula (9, 10)

        • Okufaayo ku bakiggala ne bamuzibe (14)

        • Okuwaayiriza (16)

        • Tosiba kiruyi (18)

        • Obulaguzi n’obusamize tebikkirizibwa (26, 31)

        • Okweyolako ebifaananyi tekikkirizibwa 28)

        • Okuwa abakaddiye ekitiibwa (32)

        • Engeri y’okuyisaamu abagwira (33, 34)

Eby’Abaleevi 19:2

Marginal References

  • +Lev 11:44; Is 6:3; 1Pe 1:15, 16; Kub 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 3-4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1996, lup. 21-22

Eby’Abaleevi 19:3

Footnotes

  • *

    Obut., “atyenga nnyina ne kitaawe.”

Marginal References

  • +Kuv 20:12; Bef 6:2; Beb 12:9
  • +Kuv 20:8, 11; 31:13; Luk 6:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 4-5, 8

Eby’Abaleevi 19:4

Marginal References

  • +Lev 26:1; Zb 96:5; Kab 2:18; 1Ko 10:14
  • +Kuv 20:4, 23; Ma 27:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 5-6

Eby’Abaleevi 19:5

Marginal References

  • +Lev 3:1
  • +Lev 7:11, 12

Eby’Abaleevi 19:6

Marginal References

  • +Lev 7:17, 18

Eby’Abaleevi 19:9

Marginal References

  • +Lev 23:22; Ma 24:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 14-15

    12/1/2003, lup. 27

Eby’Abaleevi 19:10

Footnotes

  • *

    Oba, “ababonaabona.”

Marginal References

  • +Ma 15:7

Eby’Abaleevi 19:11

Marginal References

  • +Kuv 20:15; Bef 4:28
  • +Lev 6:2; Nge 12:22; Bef 4:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2016, lup. 11-12

Eby’Abaleevi 19:12

Marginal References

  • +Kuv 20:7; Mat 5:33, 37; Yak 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 10

Eby’Abaleevi 19:13

Marginal References

  • +Nge 22:16; Mak 10:19
  • +Nge 22:22
  • +Ma 24:15; Yer 22:13; Yak 5:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 10

Eby’Abaleevi 19:14

Marginal References

  • +Ma 27:18
  • +Lev 25:17; Nek 5:15; Nge 1:7; 8:13; 1Pe 2:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 8-9

Eby’Abaleevi 19:15

Marginal References

  • +Kuv 23:3; Ma 1:16, 17; 16:19; 2By 19:6; Bar 2:11; Yak 2:9

Eby’Abaleevi 19:16

Footnotes

  • *

    Obut., “omusaayi.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Toyimiriranga awo buyimirizi ng’obulamu bwa munno buli mu kabi.”

Marginal References

  • +Zb 15:1, 3
  • +Kuv 20:16; 1Sk 21:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1992, lup. 22

Eby’Abaleevi 19:17

Marginal References

  • +Nge 10:18; 1Yo 2:9; 3:15
  • +Zb 141:5; Nge 9:8; Mat 18:15

Eby’Abaleevi 19:18

Marginal References

  • +Nge 20:22; Bar 12:19
  • +Mat 5:43, 44; 22:39; Bar 13:9; Bag 5:14; Yak 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 10-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2011, lup. 22

    12/1/2006, lup. 24-25

Eby’Abaleevi 19:19

Marginal References

  • +Ma 22:9
  • +Ma 22:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 6

Eby’Abaleevi 19:21

Marginal References

  • +Lev 6:6, 7

Eby’Abaleevi 19:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 6-7

Eby’Abaleevi 19:24

Marginal References

  • +Ma 26:1, 2; Nge 3:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 6-7

Eby’Abaleevi 19:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 6-7

Eby’Abaleevi 19:26

Footnotes

  • *

    Obulaguzi obwogerwako wano butegeeza okunoonya obubonero obulaga ebinaabaawo mu maaso; oba okwetegereza embeera eriwo oba ebintu ebiriwo okulaba obanga biranga birungi oba bibi.

Marginal References

  • +Lev 3:17; 17:13; Ma 12:23; Bik 15:20, 29
  • +Kuv 8:7; Ma 18:10-12; Bag 5:19, 20; Kub 21:8

Eby’Abaleevi 19:27

Footnotes

  • *

    Kino kirabika kyali kikwata ku mpisa ezimu ez’ekikaafiiri era kyali tekitegeeza nti tebaalina kukomola birevu byabwe.

Marginal References

  • +Lev 21:1, 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 22

Eby’Abaleevi 19:28

Marginal References

  • +Ma 14:1

Eby’Abaleevi 19:29

Marginal References

  • +Ma 23:17
  • +Beb 13:4; 1Pe 4:3

Eby’Abaleevi 19:30

Footnotes

  • *

    Obut., “mukityenga.”

Marginal References

  • +Kuv 20:10; 31:13

Eby’Abaleevi 19:31

Marginal References

  • +Lev 20:6; Ma 18:10-12; 1By 10:13; Is 8:19
  • +Lev 20:27; Bik 16:16

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

Eby’Abaleevi 19:32

Marginal References

  • +Nge 16:31; 20:29
  • +Yob 32:6; Nge 23:22; 1Ti 5:1
  • +Yob 28:28; Nge 1:7; 8:13; 1Pe 2:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 21

    7/1/2000, lup. 17

    8/1/1999, lup. 30

    Essanyu mu Maka, lup. 149

Eby’Abaleevi 19:33

Marginal References

  • +Kuv 23:9

Eby’Abaleevi 19:34

Marginal References

  • +Kuv 12:49
  • +Kuv 22:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 12

Eby’Abaleevi 19:35

Marginal References

  • +Ma 25:13, 15; Nge 20:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 10

Eby’Abaleevi 19:36

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. B14.

  • *

    Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Nge 11:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 10

Eby’Abaleevi 19:37

Marginal References

  • +Lev 18:5; Ma 4:6

General

Leev. 19:2Lev 11:44; Is 6:3; 1Pe 1:15, 16; Kub 4:8
Leev. 19:3Kuv 20:12; Bef 6:2; Beb 12:9
Leev. 19:3Kuv 20:8, 11; 31:13; Luk 6:5
Leev. 19:4Lev 26:1; Zb 96:5; Kab 2:18; 1Ko 10:14
Leev. 19:4Kuv 20:4, 23; Ma 27:15
Leev. 19:5Lev 3:1
Leev. 19:5Lev 7:11, 12
Leev. 19:6Lev 7:17, 18
Leev. 19:9Lev 23:22; Ma 24:19
Leev. 19:10Ma 15:7
Leev. 19:11Kuv 20:15; Bef 4:28
Leev. 19:11Lev 6:2; Nge 12:22; Bef 4:25
Leev. 19:12Kuv 20:7; Mat 5:33, 37; Yak 5:12
Leev. 19:13Nge 22:16; Mak 10:19
Leev. 19:13Nge 22:22
Leev. 19:13Ma 24:15; Yer 22:13; Yak 5:4
Leev. 19:14Ma 27:18
Leev. 19:14Lev 25:17; Nek 5:15; Nge 1:7; 8:13; 1Pe 2:17
Leev. 19:15Kuv 23:3; Ma 1:16, 17; 16:19; 2By 19:6; Bar 2:11; Yak 2:9
Leev. 19:16Zb 15:1, 3
Leev. 19:16Kuv 20:16; 1Sk 21:13
Leev. 19:17Nge 10:18; 1Yo 2:9; 3:15
Leev. 19:17Zb 141:5; Nge 9:8; Mat 18:15
Leev. 19:18Nge 20:22; Bar 12:19
Leev. 19:18Mat 5:43, 44; 22:39; Bar 13:9; Bag 5:14; Yak 2:8
Leev. 19:19Ma 22:9
Leev. 19:19Ma 22:11
Leev. 19:21Lev 6:6, 7
Leev. 19:24Ma 26:1, 2; Nge 3:9
Leev. 19:26Lev 3:17; 17:13; Ma 12:23; Bik 15:20, 29
Leev. 19:26Kuv 8:7; Ma 18:10-12; Bag 5:19, 20; Kub 21:8
Leev. 19:27Lev 21:1, 5
Leev. 19:28Ma 14:1
Leev. 19:29Ma 23:17
Leev. 19:29Beb 13:4; 1Pe 4:3
Leev. 19:30Kuv 20:10; 31:13
Leev. 19:31Lev 20:6; Ma 18:10-12; 1By 10:13; Is 8:19
Leev. 19:31Lev 20:27; Bik 16:16
Leev. 19:32Nge 16:31; 20:29
Leev. 19:32Yob 32:6; Nge 23:22; 1Ti 5:1
Leev. 19:32Yob 28:28; Nge 1:7; 8:13; 1Pe 2:17
Leev. 19:33Kuv 23:9
Leev. 19:34Kuv 12:49
Leev. 19:34Kuv 22:21
Leev. 19:35Ma 25:13, 15; Nge 20:10
Leev. 19:36Nge 11:1
Leev. 19:37Lev 18:5; Ma 4:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Eby’Abaleevi 19:1-37

Eby’Abaleevi

19 Yakuwa era n’ayogera ne Musa n’amugamba nti: 2 “Yogera n’ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri obagambe nti, ‘Mubenga batukuvu kubanga nze Yakuwa Katonda wammwe ndi mutukuvu.+

3 “‘Buli omu ku mmwe assengamu nnyina ne kitaawe ekitiibwa*+ era mukwatenga ssabbiiti zange.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe. 4 Temukyukanga ne mudda eri bakatonda abatalina mugaso,+ era temwekoleranga bakatonda ab’ebyuma.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe.

5 “‘Bwe munaawangayo ssaddaaka ey’emirembe eri Yakuwa,+ munaagiwangayo mu ngeri eneebasobozesa okusiimibwa Katonda.+ 6 Eneeriibwanga ku lunaku lwennyini lwe munaagiwangayo ne ku lunaddirira, naye ekinaabanga kisigaddewo okutuusa ku lunaku olw’okusatu kinaayokebwanga mu muliro.+ 7 Bwe kinaaliibwanga ku lunaku olw’okusatu, kinaabanga kya muzizo era tekikkirizibwenga. 8 Oyo anaakiryangako anaabonerezebwanga, kubanga ajja kuba ajolonze ekintu kya Yakuwa ekitukuvu, era annattibwanga.

9 “‘Bwe munaakungulanga ebirime by’omu nsi yammwe, temukungulanga byonna ebiri ku nsalosalo z’ennimiro zammwe, era temulondereranga ebiba bisigalidde nga mumaze okukungula.+ 10 Ate era temukuŋŋaanyanga ebibala by’ezzabbibu ebisigaddewo mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu era temulondereranga ebibala by’ezzabbibu ebikunkumuse mu nnimiro zammwe ez’emizabbibu. Mubirekeranga abaavu*+ n’abagwira. Nze Yakuwa Katonda wammwe.

11 “‘Temubbanga+ era temulimbanga,+ era tewabangawo n’omu akuusakuusa munne. 12 Temulayiranga bya bulimba mu linnya lyange+ bwe mutyo ne muvvoola erinnya lya Katonda wammwe. Nze Yakuwa. 13 Tokumpanyanga munno,+ era tonyaganga.+ Empeera y’omupakasi togiremeranga ekiro kyonna okutuusa enkeera.+

14 “‘Tokolimiranga kiggala wadde okuteeka enkonge mu maaso ga muzibe,+ era otyanga Katonda wo. Nze Yakuwa.+

15 “‘Temusalanga musango mu ngeri etali ya bwenkanya. Teweekubiiranga ku ludda lw’omwavu oba olw’omugagga.+ Olamulanga munno mu bwenkanya.

16 “‘Togendanga ng’owaayiriza abalala mu bantu bo.+ Tossanga obulamu* bwa munno mu kabi.*+ Nze Yakuwa.

17 “‘Tokyawanga muganda wo mu mutima gwo.+ Onenyanga munno,+ oleme okubaako ekibi nga ye.

18 “‘Towooleranga ggwanga+ wadde okusibira abaana b’abantu bo ekiruyi; era oyagalanga munno nga bwe weeyagala.+ Nze Yakuwa.

19 “‘Mukwatenga ebiragiro byange: Temuwakisanga nsolo zammwe ez’awaka ez’ebika ebibiri eby’enjawulo. Temusiganga mu nnimiro zammwe ensigo ez’ebika ebibiri ebitafaanagana,+ era temwambalanga byambalo ebirukiddwa mu wuzi ez’ebika ebibiri eby’enjawulo.+

20 “‘Omusajja bwe yeegattanga n’omuzaana eyalagaana okufumbiriganwa n’omusajja omulala era ng’omuzaana oyo tanunulwanga era nga taweebwanga ddembe, babonerezebwanga. Naye tebattibwanga kubanga omuzaana oyo yali tannaweebwa ddembe. 21 Omusajja oyo anaatwalanga eri Yakuwa ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu endiga ennume ey’ekiweebwayo olw’omusango.+ 22 Kabona anaamutangiriranga n’endiga ennume ey’ekiweebwayo olw’omusango mu maaso ga Yakuwa olw’ekibi ky’akoze, era anaasonyiyibwanga ekibi ky’akoze.

23 “‘Bwe mutuukanga mu nsi ne musimba emiti gy’ebibala egya buli ngeri, ebibala byagyo mubitwalanga okuba ebitali birongoofu era ebitakkirizibwa. Temukkirizibwa kubiryako okumala emyaka esatu. 24 Naye mu mwaka ogw’okuna, ebibala byagyo byonna binaabanga bitukuvu, era kinaabanga kiseera kya kusanyuka mu maaso ga Yakuwa.+ 25 Mu mwaka ogw’okutaano munaalyanga ku bibala byagyo era gijja kubala nnyo. Nze Yakuwa Katonda wammwe.

26 “‘Temulyanga kintu kyonna ekirimu omusaayi.+

“‘Temukolanga bya bulaguzi,* era temukolanga bya bufuusa.+

27 “‘Temusalangako kakoba wammwe era temusalanga ku birevu byammwe.*+

28 “‘Temwesalanga misale ku mibiri gyammwe olw’omuntu afudde,+ era temweyolangako bifaananyi. Nze Yakuwa.

29 “‘Toweebuulanga muwala wo ng’omufuula malaaya,+ ensi ereme okwenda n’okujjula empisa ez’obugwenyufu.+

30 “‘Mukwatenga ssabbiiti zange+ era ekifo kyange ekitukuvu mukiwenga ekitiibwa.* Nze Yakuwa.

31 “‘Togendanga mu basamize,+ era teweebuuzanga ku balaguzi+ n’ofuuka atali mulongoofu. Nze Yakuwa Katonda wammwe.

32 “‘Oyimukanga mu maaso g’ow’envi,+ era akaddiye omussangamu ekitiibwa+ era otyanga Katonda wo.+ Nze Yakuwa.

33 “‘Bwe wabangawo omugwira abeera nammwe mu nsi yammwe, temumuyisanga bubi.+ 34 Omugwira abeera nammwe anaabanga ng’enzaalwa mu mmwe;+ era mumwagalanga nga bwe mweyagala, kubanga nammwe mwali bagwira mu nsi ya Misiri.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe.

35 “‘Temukozesanga bipimo bitali bituufu okupima obuwanvu bw’ebintu, obuzito bw’ebintu, n’obungi bw’ebintu.+ 36 Mukozesanga minzaani entuufu, amayinja ag’okupimisa amatuufu, efa* entuufu ne yini* entuufu.+ Nze Yakuwa Katonda wammwe eyabaggya mu nsi ya Misiri. 37 Kale mukwatenga amateeka gange gonna n’ebiragiro byange.+ Nze Yakuwa.’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share