LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Zabbuli 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okusaba okulagibwa ekisa

        • Abafu tebatendereza Katonda (5)

        • Katonda awulira okusaba okw’okwegayirira (9)

Zabbuli 6:obugambo obuli waggulu

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2033

Zabbuli 6:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 38:1; Yer 10:24

Zabbuli 6:2

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Nsaasira.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 41:4; 103:2, 3

Zabbuli 6:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 26:38, 39
  • +Zb 13:1, 2

Zabbuli 6:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 50:15
  • +Zb 119:88; Kuk 3:22

Zabbuli 6:5

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “kukujjukira.”

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 30:9; 115:17; Mub 9:5, 10

Zabbuli 6:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 69:3
  • +Zb 39:12

Zabbuli 6:7

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Likaddiye.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 31:9

Zabbuli 6:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 3:4; 145:18, 19; Beb 5:7

Zabbuli 6:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 31:22; 40:1; Yon 2:2

Zabbuli 6:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 40:14; Yer 20:11

Ebirala

Zab. 6:1Zb 38:1; Yer 10:24
Zab. 6:2Zb 41:4; 103:2, 3
Zab. 6:3Mat 26:38, 39
Zab. 6:3Zb 13:1, 2
Zab. 6:4Zb 50:15
Zab. 6:4Zb 119:88; Kuk 3:22
Zab. 6:5Zb 30:9; 115:17; Mub 9:5, 10
Zab. 6:6Zb 69:3
Zab. 6:6Zb 39:12
Zab. 6:7Zb 31:9
Zab. 6:8Zb 3:4; 145:18, 19; Beb 5:7
Zab. 6:9Zb 31:22; 40:1; Yon 2:2
Zab. 6:10Zb 40:14; Yer 20:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 6:1-10

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; kugenderako ebivuga eby’enkoba ebireegeddwa okuvugira mu ddoboozi lya Seminisi.* Zabbuli ya Dawudi.

6 Ai Yakuwa, tonnenya ng’oli musunguwavu,

Era tongolola ng’oliko ekiruyi.+

 2 Nkwatirwa ekisa,* Ai Yakuwa, kubanga mpulira amaanyi ganzigwaamu.

Mponya, Ai Yakuwa,+ kubanga amagumba gange gakankana.

 3 Ndi mweraliikirivu nnyo,+

Era nkubuuza, Ai Yakuwa, onoolindirira kutuusa ddi?+

 4 Ai Yakuwa, jjangu onnunule;+

Ndokola kubanga olina okwagala okutajjulukuka.+

 5 Kubanga abafu tebasobola kukwogerako;*

Ani ayinza okukutendereza emagombe?*+

 6 Nkooye olw’okusinda;+

Ekiro kyonna ekitanda kyange nkitobya amaziga;

Obuliri bwange mbutotobaza nga nkaaba.+

 7 Eriiso lyange linafuye olw’ennaku gye ndimu;+

Liyimbadde* olw’abo bonna abambonyaabonya.

 8 Muve we ndi mmwe mmwenna abakola ebintu ebibi,

Kubanga Yakuwa ajja kuwulira okukaaba kwange.+

 9 Yakuwa ajja kuwulira okwegayirira kwange;+

Yakuwa ajja kukkiriza okusaba kwange.

10 Abalabe bange bonna bajja kuswala era batye;

Bajja kukyuka mangu baddeyo nga baswadde.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza