LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 34
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa anunula abaweereza be

        • “Ka tutenderereze wamu erinnya lye” (3)

        • Malayika wa Yakuwa akuuma (7)

        • “Mulegeeko mulabe nti Yakuwa mulungi” (8)

        • ‘Tewali na limu ku magumba ge limenyeddwa’ (20)

Zabbuli 34:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +1Sa 21:12, 13

Zabbuli 34:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 25-26

Zabbuli 34:2

Marginal References

  • +Yer 9:24; 1Ko 1:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 26

Zabbuli 34:3

Marginal References

  • +Zb 35:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 26

Zabbuli 34:4

Marginal References

  • +Beb 5:7
  • +Zb 18:48

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 26-27

Zabbuli 34:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 26-27

Zabbuli 34:6

Marginal References

  • +2Sa 22:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 26-27

Zabbuli 34:7

Marginal References

  • +2Sk 6:17; Zb 91:11; Mat 18:10; Beb 1:7, 14
  • +2Sk 19:35; Dan 6:22; Bik 5:18, 19; 12:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 27

Zabbuli 34:8

Marginal References

  • +1Pe 2:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 6-7

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2021, lup. 26-31

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 26-27

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 28-29

Zabbuli 34:9

Marginal References

  • +Zb 23:1; Baf 4:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 28-29

Zabbuli 34:10

Marginal References

  • +Zb 23:6; 84:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 2-7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 29

Zabbuli 34:11

Marginal References

  • +Yob 28:28; Nge 1:7; 8:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 30

    8/1/2006, lup. 31-32

Zabbuli 34:12

Marginal References

  • +Ma 6:1, 2; 30:19, 20; 1Pe 3:10-12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 30

Zabbuli 34:13

Marginal References

  • +Yak 1:26; 3:8
  • +Nge 12:19; 15:4; 1Pe 2:1

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 30

Zabbuli 34:14

Marginal References

  • +Zb 37:27; 97:10; Am 5:15; Bar 12:9
  • +Mat 5:9; Beb 12:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 30-31

Zabbuli 34:15

Marginal References

  • +Yob 36:7; Zb 33:18
  • +Zb 18:6; Is 59:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2008, lup. 12-16

    3/1/2007, lup. 31

Zabbuli 34:16

Marginal References

  • +Zb 37:10; Nge 10:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 31

Zabbuli 34:17

Marginal References

  • +Zb 145:18, 19
  • +2By 32:22; Bik 12:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 31

Zabbuli 34:18

Footnotes

  • *

    Oba, “abo abaweddemu amaanyi.”

Marginal References

  • +Zb 147:3; Is 61:1
  • +Zb 51:17; Is 57:15; 66:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 256-257

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2011, lup. 23

    3/1/2007, lup. 31-32

Zabbuli 34:19

Marginal References

  • +Nge 24:16; 2Ti 3:12
  • +Dan 6:21, 22; 1Ko 10:13

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 34

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 31-32

Zabbuli 34:20

Marginal References

  • +Yok 19:36

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Yesu—Ekkubo, lup. 302

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2013, lup. 21

    8/15/2011, lup. 16

    3/1/2007, lup. 23-24, 32

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 15

Zabbuli 34:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 32

Zabbuli 34:22

Marginal References

  • +Zb 84:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2017, lup. 8-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 32

General

Zab. 34:obugambo obuli waggulu1Sa 21:12, 13
Zab. 34:2Yer 9:24; 1Ko 1:31
Zab. 34:3Zb 35:27
Zab. 34:4Beb 5:7
Zab. 34:4Zb 18:48
Zab. 34:62Sa 22:1
Zab. 34:72Sk 6:17; Zb 91:11; Mat 18:10; Beb 1:7, 14
Zab. 34:72Sk 19:35; Dan 6:22; Bik 5:18, 19; 12:11
Zab. 34:81Pe 2:3
Zab. 34:9Zb 23:1; Baf 4:19
Zab. 34:10Zb 23:6; 84:11
Zab. 34:11Yob 28:28; Nge 1:7; 8:13
Zab. 34:12Ma 6:1, 2; 30:19, 20; 1Pe 3:10-12
Zab. 34:13Yak 1:26; 3:8
Zab. 34:13Nge 12:19; 15:4; 1Pe 2:1
Zab. 34:14Zb 37:27; 97:10; Am 5:15; Bar 12:9
Zab. 34:14Mat 5:9; Beb 12:14
Zab. 34:15Yob 36:7; Zb 33:18
Zab. 34:15Zb 18:6; Is 59:1
Zab. 34:16Zb 37:10; Nge 10:7
Zab. 34:17Zb 145:18, 19
Zab. 34:172By 32:22; Bik 12:11
Zab. 34:18Zb 147:3; Is 61:1
Zab. 34:18Zb 51:17; Is 57:15; 66:2
Zab. 34:19Nge 24:16; 2Ti 3:12
Zab. 34:19Dan 6:21, 22; 1Ko 10:13
Zab. 34:20Yok 19:36
Zab. 34:22Zb 84:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 34:1-22

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi; bwe yeefuula ng’omulalu+ ng’ali mu maaso ga Abimereki eyamugoba n’agenda.

א [Alefu]

34 Nnaatenderezanga Yakuwa ekiseera kyonna;

Ettendo lye linaabanga ku mimwa gyange buli kaseera.

ב [Besu]

 2 Nja kwenyumiririza mu Yakuwa;+

Abawombeefu bajja kuwulira basanyuke.

ג [Gimeri]

 3 Mugulumize Yakuwa wamu nange;+

Ka tutenderereze wamu erinnya lye.

ד [Dalesi]

 4 Nnasaba Yakuwa n’addamu okusaba kwange.+

Yamponya byonna ebyali bintiisa.+

ה [Ke]

 5 Abo abaali bamwesiga baasanyuka;

Tebaaswala.

ז [Zayini]

 6 Omunaku ono yakoowoola, Yakuwa n’amuwulira.

Yamuwonya ennaku ye yonna.+

ח [Kesu]

 7 Malayika wa Yakuwa asiisira okwetooloola abo bonna abatya Katonda,+

Era abanunula.+

ט [Tesu]

 8 Mulegeeko mulabe nti Yakuwa mulungi;+

Alina essanyu oyo addukira gy’ali.

י [Yodi]

 9 Mutye Yakuwa mmwe mmwenna abatukuvu be,

Kubanga abo abamutya tebalina kye bajula.+

כ [Kafu]

10 Empologoma envubuka ez’amaanyi oluusi zirumwa enjala;

Naye abanoonya Yakuwa tebaajulenga kirungi kyonna.+

ל [Lamedi]

11 Mujje baana bange mumpulirize;

Nja kubayigiriza okutya Yakuwa.+

מ [Memu]

12 Ani ku mmwe ayagala obulamu,

Era ayagala okuwangaala alabe ebirungi?+

נ [Nuni]

13 Kale ziyiza olulimi lwo luleme okwogera ebintu ebibi,+

Ziyiza emimwa gyo gireme kwogera bya bulimba.+

ס [Sameki]

14 Weewale ebibi okolenga ebirungi;+

Noonyanga emirembe era ogigobererenga.+

ע [Ayini]

15 Amaaso ga Yakuwa gali ku batuukirivu,+

N’amatu ge gabawuliriza bwe bamukoowoola abayambe.+

פ [Pe]

16 Naye Yakuwa yeesambira ddala abo abakola ebibi,

Ajja kubazikiriza waleme kubaawo abajjukira ku nsi.+

צ [Sade]

17 Abatuukirivu baakoowoola Yakuwa n’abawulira;+

Yabawonya ennaku yaabwe yonna.+

ק [Kofu]

18 Yakuwa ali kumpi n’abo abalina omutima ogumenyese;+

Alokola abo bonna abalina omwoyo oguboneredde.*+

ר [Lesu]

19 Omutuukirivu aba n’ebizibu bingi,+

Naye byonna Yakuwa abimuyisaamu.+

ש [Sini]

20 Akuuma amagumba ge gonna;

Tewali na limu ku go limenyeddwa.+

ת [Tawu]

21 Akabi kalitta ababi;

Abo abakyawa abatuukirivu balibaako omusango.

22 Yakuwa anunula obulamu bw’abaweereza be;

Tewali n’omu ku abo abaddukira gy’ali alibaako omusango.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share